audio audioduration (s) 2.53 35 | sentence stringlengths 7 411 | language stringclasses 2 values |
|---|---|---|
omulambo gw'omuntu eyeetuze guyitibwa gutya | lg | |
batulengeza we tukoze ensobi era ne batatuleka kuwaba ekiseera kyonna | lg | |
mu misango egyo mwe mwasibuka okukolawo endagaano eyitibwa ey'emisango gy'ebika | lg | |
omwami we yamukwatira mu nsobi nnyingi | lg | |
oulanyah agamba nti bakkaanya ne sipiika kadaga ku kisanja ekyaggwa | lg | |
kasugga linnya lya basajja ab'eddira engeye | lg | |
omusana buli bwe gwaka mu njuki nga zikambuwala nga zitandika okuluma | lg | |
ettaka eryo lyaweebwa walulya alitwale wabula teyalituusa busoga | lg | |
abantu balina okuwandiisa ettaka lyabwe | lg | |
yasalawo kutandika kusuubula mwanyi | lg | |
yabadde ayogeraganya n'abayizi mu mawanga ag'enjawulo ku mutimbagano gwa zzuumu | lg | |
anti oluganda luwandiikibwa nga bwe lwogerwa | lg | |
omuwendo gw'abantu omunene si gwe gunyumisa omukolo | lg | |
agenda kufa olw'obutayagala kulimira | lg | |
gavumenti yawadde emmere n'aw'okusula eri bonna abaakommyewo okuva mu kkalantiini | lg | |
katikkiro yasiinyizza ku mbeera y'omutanda gy'alimu n'agamba nti enteekateeka z'okumulabirira zigenda bukwakku | lg | |
emmere kyetaago mu bulamu | lg | |
omuyiiya ateekwa okwettanira empagirabuyinza kagobansonga alyoke aleme kukaka abayiiyizwa be endowooza ye ku byobuyinza | lg | |
ekiro olw'atuuka ng'omukadde eyasookanga okwebaka bulijjo teyeebaka | lg | |
omuzungu azze oba tannajja | lg | |
okubeera n'essuubi | lg | |
ebintu omutontomi by'atulaga bajjajjaffe bye baakyawa bikola ki mu kukula kwaffe | lg | |
abatwalira amateeka mu ngalo baamukuba amayinja okutuusa lwe yafa | lg | |
ebika by'abantu byonna bikkirizibwa awajjanjabirwa | lg | |
atamanyi bya kusaaga emmese bw'emusaba ekigwo aleeta muggo | lg | |
kyokka nga bwe kiri kizibu abantu bonna okumatira | lg | |
ensonga endala nnyingi ze bawa ze tutasobola kumenya wano kuzimalayo | lg | |
ekyo kiba kiyitibwa ekizaana | lg | |
gavumenti yateesaako okuggyawo ettaka lya mmayiro emabegako | lg | |
abalenzi beegaanye ebibagambibwa nti beenyigidde mu kulwana | lg | |
omukulembeze omuggya yeyongedde okusuubiza obuwanguzi mu by'omwoyo eby'embeera n'ebyenfuna | lg | |
eno y'enteekateeka y'okusomesaamu eyesigamiziddwa ku miramwa ng'essira liteekebwa ku kukulaakulanya obumanyi bw'omuyizi | lg | |
bye baakola mu kwekweka byonna poliisi yabiggyayo n'ebibalaga | lg | |
aba ayagala azuule essanyu eriri mu kikolwa ekyo eky'okwerooterera | lg | |
kya kusoomooza eri abaana nga bafiiriddwa bazadde baabwe | lg | |
abasiraamu bakkiririza mu allah | lg | |
amaanyi ag'enjawulo gali mu kukolebwa okwongeza embeera z'ebyobulamu okuyita mu kusaasaanya amawulire | lg | |
bassentebe basobeddwa olwa bannaabwe abatandise okubuzibwawo | lg | |
essomo ki lye tuyigiramu okuwandiika ebbaluwa | lg | |
ate laba era bw'obadde tonnangamba kukubuulira linnya lyange | lg | |
akajiiko ka ccaayi akataliiko mutwe | lg | |
waliwo abantu nga n'okutuusa kati bakyawandiika vvolongoto | lg | |
waliwo olusirika olulala olwabakugu mu byobulamu | lg | |
ekitongole kigenze kiwummuza abaweereza abatatuukiriza kibasuubirwamu | lg | |
olowooza abawonyeewo bayinza kubaziika ludda wa | lg | |
ekika ky'embidde ekikula nga kisiiwuukirivu ng'evvu kiyitibwa kivuuvu | lg | |
emiti egiteekebwa ku mirabba giwe erinnya | lg | |
wabula okumanya okwo kuteekwa okuba nga kukkirizika era nga kusobola okugezeka | lg | |
omulenzi mutono nga ensiri | lg | |
nga tonnafa teweevuma ggwanga | lg | |
omuliro guno guvudde ku ki | lg | |
kankubulire ekintu ekitalinva ku mutima | lg | |
kiteeberezebwa okuba nga yattibwa | lg | |
enanga agambye nti omuze guno gweyongedde nnyo n'olwkeyo nga kyetaagisa bannanyini motoka okubaako kyebakola | lg | |
empipi bwe bubi | lg | |
yaddayo ku loole n'agamba banne nti yali akooye | lg | |
olabe ggoonya kye zirya ekyeggulo | lg | |
ekitongole tekijja kuba na nsimbi zimala kusasula bakonzi bonna mulundi gumu | lg | |
agasseeko nti y'omu ku bantu abalina ebizimbe nga babikozesa wabula nga tebannafuna pamiti zaabyo | lg | |
ekifo nnyinimu kyatuulamu ng'alya emmere kiyitibwa ateenenya | lg | |
pulojekiti ejja kuzingiramu ebintu ebigasiza awamu abantu | lg | |
kiki ekyamugaana okusikira obwakabaka | lg | |
amayengo g'ekitangaala gatambulira mu bipimo bya njawulo | lg | |
awo n'akuba n'obugere nga buli mu ngeri ya kwetolooza | lg | |
lwaki omukyala amenya mu munwe gw'ettooke gw'asooka okuwaata ng'agussa mu lwaliiro | lg | |
era kino kyekuusaako n'ensonga eyo waggulu nti olw'okutya okungi oyinza okuba nga teweetegerezza bulungi | lg | |
yasaba mutowe amutwale abeereko naye | lg | |
olulagala oluteekebwa wansi ng'osimyewo akannya ne bakuteeramu omwenge luyitibwa olusereseto | lg | |
ow'ekika ky'ennyonyi ennyange bw'aba akuma ekyooto ggombolola alamiriza atya | lg | |
naye awatali ekyo omuntu aba atuuse okufuuka ekisassalala era ekitagsa | lg | |
osobola okukiyita omubiri | lg | |
ennaku zino weetaaga okugulirira omuntu okusobola okufuna omulimu gwa gavumenti | lg | |
omuvubuka atalina mulimu yayogera ku nkuba n'oluguudo olubi nga ekyomukisa | lg | |
kigambibwa nti ng'abiri mu musanvu ogwokutano ono yatwalibwa mu kasenge k'abayi wabula nga tasobodde kuvaayo | lg | |
abakuumaddembe abatulugunya bannamawulire bajja kuvunaanibwa | lg | |
ki ekireetera okufiirwa mu kubunyisa ebyamaguzi | lg | |
oluyimba olwo oluvannyuma lwaddibwamu ssempeke ne muyinda | lg | |
obutiiti kigambo kiwanvu | lg | |
ebigambo ebikozesebwa binnyonnyolera ddala embeera y'obukambwe era ey'entiisa n'obukyayi | lg | |
waliwo abazirakisa abalina eddagala lyebabawa nga balibateeka mu kamwa omwo ne balyoka baddamu ak'obuntu | lg | |
gukoma kubanga ggwe onooba ofuuse kaasa anti ng'oyawukanye ku mugendo | lg | |
bw'osala embuzi yo obulago n'ogiziika omugwa guba gugituze | lg | |
omuzannyi bw'afuna kaadi eza kyenvu bbiri olwo ziba zenkanankana kaadi emmyufu emu | lg | |
okukulembera bugerere kati kufuuse buzibu omubaka nantaba bw'annyonnyodde | lg | |
ne taata we teyagenda kuvuba | lg | |
kateregga yatandika okuddukanya pulojekiti ez'enjawulo mu minisitule y'eby'ettaka | lg | |
emiti giyamba mu kukola enkuba | lg | |
emmunyeenye ogirengera | lg | |
mukazi wange nnamubuuza ebintu ebimu wabula nga tanziramu | lg | |
naye n'emboozi eba tennagwa makerendanaasibula agende | lg | |
jjangu otuule mu mmotoka eri osobole okumutwalira ebintu bye | lg | |
kya bbeeyi nnyo okuzimba enguudo zonna mu ssaza | lg | |
esimbye enkondo ku bibanja ebiri ku ttaka lino | lg | |
amalwaliro gateekeddwa okuwa obujjanjabi ku nsimbi ensaamusaamu | lg | |
ogwo guba mukaaku | lg | |
omu kubaakulembeddemu bannaabwe yategeezezza nti yagula ettaka lino mu nkumi bbiri mu kkumi | lg | |
nannyondo tadduka wabula amasuka bumasusi | lg | |
abakinjaaji abamu babeera bakyafu ekisusse | lg | |
omuziki ogwali ku mukolo gwa pawulo gwali gwa manyi | lg | |
abayizi bamenyeyo ebintu eby'enjawulo ebitwalibwa okuba nga binyuma | lg |
End of preview. Expand
in Data Studio
README.md exists but content is empty.
- Downloads last month
- 27