Dataset Viewer
Auto-converted to Parquet Duplicate
id
stringlengths
5
9
speaker_id
stringclasses
334 values
transcription
stringlengths
42
552
language
stringclasses
1 value
gender
stringclasses
3 values
audio
audioduration (s)
4.5
46
transcription_clean
stringlengths
41
549
lug_96123
188
Ekyuma ekyakolebwa Bamagulumeeru nga kiri mu makkati g'ennyanja era nga kizingiddwako akaguwa ak'ekikobe.
lug
Male
ekyuma ekyakolebwa bamagulumeeru nga kiri mu makkati g'ennyanja era nga kizingiddwako akaguwa ak'ekikobe
lug_96152
939
Amaato abali gali ku mazzi amateefu ng'ebbali waliyo ng'ebbali waliyo ekisiko oba ebimera ebya langi eya kiragalalagala enyirira ng'era kiraga we biri wagimu.
lug
Male
amaato abali gali ku mazzi amateefu ng'ebbali waliyo ng'ebbali waliyo ekisiko oba ebimera ebya langi eya kiragalalagala enyirira ng'era kiraga we biri wagimu
lug_96158
665
Ebintu eby'enjawulo ebiriibwa ziyite nga enva endiirwa, okuli ebikoola bya ssukuma wiiki, ennyaanya, aa obutungulu waliwo wano eno obujanjaalo bw'Abafalansa biri mu butimba obw'enjawulo era nga bitundibwa.
lug
Female
ebintu eby'enjawulo ebiriibwa ziyite nga enva endiirwa okuli ebikoola bya ssukuma wiiki ennyaanya aa obutungulu waliwo wano eno obujanjaalo bw'abafalansa biri mu butimba obw'enjawulo era nga bitundibwa
lug_96135
1539
Akatale k'ennyaanya, kkaloti, obuti bwe bakozesa okufumba, ensujju, ennaanansi, wootammeroni, amenvu, emicungwa n'ebirala. Kalimu omusajja ayambadde essaati eya kkala eya pinki n'omukazi atudde ayambadde ggomesi ya bbulu.
lug
Male
akatale k'ennyaanya kkaloti obuti bwe bakozesa okufumba ensujju ennaanansi wootammeroni amenvu emicungwa n'ebirala kalimu omusajja ayambadde essaati eya kkala eya pinki n'omukazi atudde ayambadde ggomesi ya bbulu
lug_54316
1212
Ekifaananyi kino kiraga empeke ez'enjawulo: mulimu empeke empeke enjeru, ne mubeeramu kkapiso, ne mubaamu empeke eza yero, ne mubaamu empeke enjeru, ne mubaamu n'empeke za bbulu, ne mubaamu ne kkapiso za ggule.
lug
Female
ekifaananyi kino kiraga empeke ez'enjawulo mulimu empeke empeke enjeru ne mubeeramu kkapiso ne mubaamu empeke eza yero ne mubaamu empeke enjeru ne mubaamu n'empeke za bbulu ne mubaamu ne kkapiso za ggule
lug_54323
175
Abaana bava ku mazzi, bana bawala bataano bawala, omulenzi omu. Abana beetisse amazzi, abasatu beetisse liitakkumi, omu yeetisse akadomola akatono. Ababiri bayimiridde wali emabbali, bayita mu kakubo katini nnyo.
lug
Female
abaana bava ku mazzi bana bawala bataano bawala omulenzi omu abana beetisse amazzi abasatu beetisse liitakkumi omu yeetisse akadomola akatono ababiri bayimiridde wali emabbali bayita mu kakubo katini nnyo
lug_54328
2515
Enju bbiri ennetooloovu eziyitibwa obusiisira baaziseresa na ssubi. Eh oluggya lunene ddala era luliko ttaka lyereere tekuli busubi. Ebbali waliyo omuddo oguli mu kkala eya kiragala. Mu luggya waliwo n'omuti oguyitibwa akatoogo nga muwanvu ddala.
lug
Male
enju bbiri ennetooloovu eziyitibwa obusiisira baaziseresa na ssubi eh oluggya lunene ddala era luliko ttaka lyereere tekuli busubi ebbali waliyo omuddo oguli mu kkala eya kiragala mu luggya waliwo n'omuti oguyitibwa akatoogo nga muwanvu ddala
lug_54379
1487
Ekisolo ky'omu nsiko kinene kigalamidde wansi mu muddo mutoototo mu langi ya kiragala, kiyina n'essanga. Tukisomako, ensi yaffe ekifunamu ssente kubanga abantu bajja ne bakirambula.
lug
Female
ekisolo ky'omu nsiko kinene kigalamidde wansi mu muddo mutoototo mu langi ya kiragala kiyina n'essanga tukisomako ensi yaffe ekifunamu ssente kubanga abantu bajja ne bakirambula
lug_54395
1428
Empologoma bbiri nga ziri waggulu ku muti empologoma kisolo kya maanyi nnyo era kimanyikiddwa nga kabaka w'ensiko. Empologoma mu Buganda muziro era bagyeddira.
lug
Male
empologoma bbiri nga ziri waggulu ku muti empologoma kisolo kya maanyi nnyo era kimanyikiddwa nga kabaka w'ensiko empologoma mu buganda muziro era bagyeddira
lug_54360
2474
Omwalo oguli okumpi n'olukalu ng'era waliwo ebizimbe nkuyanja. Ebizimbe bino era amayumba gano gali ku katunnumbatunnumba oba akasozisozi. Amazzi wano bavubirawo nnyo era walaga baliirawo n'obulamu abacaakaze. Akasozi kaliko omuddoddo ogwa kiragala era weeyagaza okubeera, walabika bulungi. Eggulu lya langi eya bbululu ...
lug
Male
omwalo oguli okumpi n'olukalu ng'era waliwo ebizimbe nkuyanja ebizimbe bino era amayumba gano gali ku katunnumbatunnumba oba akasozisozi amazzi wano bavubirawo nnyo era walaga baliirawo n'obulamu abacaakaze akasozi kaliko omuddoddo ogwa kiragala era weeyagaza okubeera walabika bulungi eggulu lya langi eya bbululu nga n...
lug_54391
1500
Ebisolo ebiyitibwa envubu nga biri mu nnyanja nga bingi era nga birabikako migongo na ffeesi zaabyo. Ebisolo bino bya mu nsiko naye nga bibeera ku lukalu ne mu mazzi. Envubu eba nsolo nnene ddala era nga kumpi eyagala kwenkana njovu.
lug
Male
ebisolo ebiyitibwa envubu nga biri mu nnyanja nga bingi era nga birabikako migongo na ffeesi zaabyo ebisolo bino bya mu nsiko naye nga bibeera ku lukalu ne mu mazzi envubu eba nsolo nnene ddala era nga kumpi eyagala kwenkana njovu
lug_75981
918
Emiti emingi ne n'ensozi ziri mu mazzi, waliwo ekikko ekiyiikamu amazzi agavu... agava mu nsozi, waliwo n'omuddo oba ekitoogo.
lug
Female
emiti emingi ne n'ensozi ziri mu mazzi waliwo ekikko ekiyiikamu amazzi agavu agava mu nsozi waliwo n'omuddo oba ekitoogo
lug_75972
1178
Ensolo ez'omu nsiko zitambula ku ttale. Kirabika lino kkuumiro lya bisolo naye ebiseera birabika bya kyeya. Omuddo mukalu ddala n'obuti obusangibwa mu kkuumiro lino obusinga bukalu, wewaawo obulala bubisibisi.
lug
Male
ensolo ez'omu nsiko zitambula ku ttale kirabika lino kkuumiro lya bisolo naye ebiseera birabika bya kyeya omuddo mukalu ddala n'obuti obusangibwa mu kkuumiro lino obusinga bukalu wewaawo obulala bubisibisi
lug_75901
1309
Omuvubuka aweese enkota z'amatooke ku ggaali. Ku ggaali kuno kuliko olugoye oluli mu langi enzirugavu era omuvubuka ono ayambadde akasaati aka kyenvu n'empale ennyimpi omuvubuka tayambadde ngatto. Omuvubuka amatooke ga yeetisse ku ggaali ayina w'agatwala era abantu bawoomerwa nnyo okulya emmere ey'amatooke. Amatooke ba...
lug
Female
omuvubuka aweese enkota z'amatooke ku ggaali ku ggaali kuno kuliko olugoye oluli mu langi enzirugavu era omuvubuka ono ayambadde akasaati aka kyenvu n'empale ennyimpi omuvubuka tayambadde ngatto omuvubuka amatooke ga yeetisse ku ggaali ayina w'agatwala era abantu bawoomerwa nnyo okulya emmere ey'amatooke amatooke bagaf...
lug_1656
890
Ezzike erirabika obulungi litudde ku muti waggulu era nga likutte ku katabi k'omuti akamu lyenyweze bulungi oboolyawo lireme kugwa wansi. Amazike gano ganyuma okulabwako era nga gatuleetedde ensimbi mpitirivu nnyo wano naddala mu byobulambuzi.
lug
Female
ezzike erirabika obulungi litudde ku muti waggulu era nga likutte ku katabi k'omuti akamu lyenyweze bulungi oboolyawo lireme kugwa wansi amazike gano ganyuma okulabwako era nga gatuleetedde ensimbi mpitirivu nnyo wano naddala mu byobulambuzi
lug_1655
891
Ndaba engabi oba obugabi naye nga bungiko. Buli mu kifo, buli mu kibangiriza kye mba ŋŋamba buli mu kibangiriza, bunoonya ekyokulya. Obumu obulaba nga bulya, obulala obulaba nga bulina kye butunuulidde oba kye bwekengedde.
lug
Female
ndaba engabi oba obugabi naye nga bungiko buli mu kifo buli mu kibangiriza kye mba ŋŋamba buli mu kibangiriza bunoonya ekyokulya obumu obulaba nga bulya obulala obulaba nga bulina kye butunuulidde oba kye bwekengedde
lug_1686
1741
Omusalamala ng'ali mu kibira, omusalamala ono afukamidde ku miti gye yamaze dda okusala, ali ku lukoba apima era ng'ebbali mashini ye weeri, mu kibira muno mulimu emiti mingi egikyayimiridde kw'ossa n'omuddo ogwa kiragala.
lug
Male
omusalamala ng'ali mu kibira omusalamala ono afukamidde ku miti gye yamaze dda okusala ali ku lukoba apima era ng'ebbali mashini ye weeri mu kibira muno mulimu emiti mingi egikyayimiridde kw'ossa n'omuddo ogwa kiragala
lug_1648
1585
Abayizi nga bali mu kibiina kyabwe basoma. Abayizi bano bangi ddala era nga bali mu byambalo bya ssomero lyabwe omuli t-shirts enjeru eziriko obwa maroon ate nga omu ali mu ssweta ataddeko n'ekikoofiira ku mutwe abayizi abamu bawanise emikono gyabwe nga kirabika bagezaako kwanukula omusomesa by'abuuza era abayizi abamu...
lug
Male
abayizi nga bali mu kibiina kyabwe basoma abayizi bano bangi ddala era nga bali mu byambalo bya ssomero lyabwe omuli t-shirts enjeru eziriko obwa maroon ate nga omu ali mu ssweta ataddeko n'ekikoofiira ku mutwe abayizi abamu bawanise emikono gyabwe nga kirabika bagezaako kwanukula omusomesa by'abuuza era abayizi abamu ...
lug_39021
1155
Abaana abato babiri abayisiziŋŋanyiddwa emikono. Oluuyi luli eriyo abaami abayimiridde abayina bye banyumya. Abaana bano balaga nti bazina.
lug
Female
abaana abato babiri abayisiziŋŋanyiddwa emikono oluuyi luli eriyo abaami abayimiridde abayina bye banyumya abaana bano balaga nti bazina
lug_39033
1671
Obunyonyi bubiri obulabika obulungi obulimu langi ez'enjawulo omuli langi eya bbulu ne langi eya ppapo buyimiridde ku kati akatono. Akati kano kampi nnyo kali wakati mu muddo akati kano kayina obukoola butono bwa langi ya kiragala omuddo ogwetooloddewo ogusinga gwa langi ya kitaka gugenda gukala mulimu mutono nnyo mu m...
lug
Female
obunyonyi bubiri obulabika obulungi obulimu langi ez'enjawulo omuli langi eya bbulu ne langi eya ppapo buyimiridde ku kati akatono akati kano kampi nnyo kali wakati mu muddo akati kano kayina obukoola butono bwa langi ya kiragala omuddo ogwetooloddewo ogusinga gwa langi ya kitaka gugenda gukala mulimu mutono nnyo mu mu...
lug_39072
2563
Ennyumba ezimbiddwa obulungi ey'essubi n'eyooyootebwa, yasiigibwa ne langi eya kiragala. Erina n'empagi bbiri mu maaso. Eriko n'eddirisa mu mbiriizi. Yeetooloddwa emiti egirabika obulungi. Eyina n'oluggya olusaayiddwa obulungi ddala nga mulimu n'obumuli obusanyusa.
lug
Female
ennyumba ezimbiddwa obulungi ey'essubi n'eyooyootebwa yasiigibwa ne langi eya kiragala erina n'empagi bbiri mu maaso eriko n'eddirisa mu mbiriizi yeetooloddwa emiti egirabika obulungi eyina n'oluggya olusaayiddwa obulungi ddala nga mulimu n'obumuli obusanyusa
lug_39086
172
Ndabawo wano abasajja wano abazannya omupiira gwa Amerika. Hee, nga balabikira ddala bali mu lutalo. Ababiri bagudde wansi bagulwanira, omu agukutte y'akutamyemu kati banne bamuguddeko ku mugongo. Waliwo n'Omuddugavu n'Omuzungu n'Abazungu abalala bajja, nga beetegese okulaba nti singa agusuula bagutwala.
lug
Male
ndabawo wano abasajja wano abazannya omupiira gwa amerika hee nga balabikira ddala bali mu lutalo ababiri bagudde wansi bagulwanira omu agukutte y'akutamyemu kati banne bamuguddeko ku mugongo waliwo n'omuddugavu n'omuzungu n'abazungu abalala bajja nga beetegese okulaba nti singa agusuula bagutwala
lug_39016
2532
Enjuki egudde ku kimuli ekirabika obulungi ennyo nga kirina langi bbiri: enjeru n'eya kiragala. Enjuki bw'egwa ku kimuli enuunamu amazzi g'ekisangamu era g'ezzaayo mu muzinga gwayo ne gagiyamba okukola omubisi gwayo.
lug
Female
enjuki egudde ku kimuli ekirabika obulungi ennyo nga kirina langi bbiri enjeru n'eya kiragala enjuki bw'egwa ku kimuli enuunamu amazzi g'ekisangamu era g'ezzaayo mu muzinga gwayo ne gagiyamba okukola omubisi gwayo
lug_10916
156
Omwami ono atu ali mu kufuuyira ekirime ekika ekimu a aweese ebbomba ey'ekipimo ekigere n'abeera ng'atambula mu nnimiro ye ali mu kufuuyira ekirime kye kino naye ky'afuuyira oba ddagala lya kika ki kya njawulo naye nga omulimu gwa kufuuyira ng'ate ali ku mbeera nti ali kkayiringito aserengeta.
lug
Male
omwami ono atu ali mu kufuuyira ekirime ekika ekimu a aweese ebbomba ey'ekipimo ekigere n'abeera ng'atambula mu nnimiro ye ali mu kufuuyira ekirime kye kino naye ky'afuuyira oba ddagala lya kika ki kya njawulo naye nga omulimu gwa kufuuyira ng'ate ali ku mbeera nti ali kkayiringito aserengeta
lug_10924
650
Ekibuga kirimu amayumba mangi aga kkalina awamu n'ago aga bulijjo enguudo ez'enjawulo ezitambulirwamu ebidduka eby'enjawulo ng'emmotoka ppikippiki n'obugaali n'abantu abali ku bigere emiti egyesudde mu mayumba nga giyina ebikoola bya kiragala.
lug
Female
ekibuga kirimu amayumba mangi aga kkalina awamu n'ago aga bulijjo enguudo ez'enjawulo ezitambulirwamu ebidduka eby'enjawulo ng'emmotoka ppikippiki n'obugaali n'abantu abali ku bigere emiti egyesudde mu mayumba nga giyina ebikoola bya kiragala
lug_65887
184
Obumuli obunyirivu bwe buli wansi ddala n'enjuki gy'olengera ng'ebugendako kwe kunyirira kw'obulabako mu langi eza kakobe ate nga mulimu n'eza kiragala kw'ossa n'eza kitaka eziraga obusubi obukaze.
lug
Male
obumuli obunyirivu bwe buli wansi ddala n'enjuki gy'olengera ng'ebugendako kwe kunyirira kw'obulabako mu langi eza kakobe ate nga mulimu n'eza kiragala kw'ossa n'eza kitaka eziraga obusubi obukaze
lug_65863
1473
Enjuki bwe zibeera nnyingi nga zikuŋŋaanye gye zisula mu muzinga, kye tuli okulaba wano eno, ng'enjuki zikuŋŋaanye mu muzinga we zisula nga ziri ggezaako kola eby'okulya byazo bye tumanyi ng'omubisi.
lug
Male
enjuki bwe zibeera nnyingi nga zikuŋŋaanye gye zisula mu muzinga kye tuli okulaba wano eno ng'enjuki zikuŋŋaanye mu muzinga we zisula nga ziri ggezaako kola eby'okulya byazo bye tumanyi ng'omubisi
lug_65894
447
Ebimuli bya bika bingi waliwo ebimuli ebya langi ez'enjawulo era nga bikula mu bifo eby'enjawulo naye bw'otunuulira ekifo kino kya langi ya kakobe mbutuufu kifaananye bulungi so ng'ate bw'otunula olabayo kko ku bimuli ebirina langi enjeru kati nno byasikirizza dda enjuki okubeera ng'ejja okubikyalira.
lug
ebimuli bya bika bingi waliwo ebimuli ebya langi ez'enjawulo era nga bikula mu bifo eby'enjawulo naye bw'otunuulira ekifo kino kya langi ya kakobe mbutuufu kifaananye bulungi so ng'ate bw'otunula olabayo kko ku bimuli ebirina langi enjeru kati nno byasikirizza dda enjuki okubeera ng'ejja okubikyalira
lug_65833
2556
Amaato ag'enjawulo nga matonotono mu sayizi gali ku lubalama lw'ennyanja era ng'emabbali waliwo abaami okuli ababiri abakutte mu bi mu biwato, ate omulala akutte mu mpale y'ensawo y'empale ate n'omulala asitamye waliwo n'eryato eddala eriri mu mazzi ne mu mazzi mulimu omuddo ogwa langi eya kiragala.
lug
Male
amaato ag'enjawulo nga matonotono mu sayizi gali ku lubalama lw'ennyanja era ng'emabbali waliwo abaami okuli ababiri abakutte mu bi mu biwato ate omulala akutte mu mpale y'ensawo y'empale ate n'omulala asitamye waliwo n'eryato eddala eriri mu mazzi ne mu mazzi mulimu omuddo ogwa langi eya kiragala
lug_11888
1173
Ekifaananyi kino kiraga omwami ng'ali n'omwana, oboolyawo taata n'omwana nga bali ku lubalama lw'ennyanja era nga balabika bali mu kuvuba byennyanja.
lug
Female
ekifaananyi kino kiraga omwami ng'ali n'omwana oboolyawo taata n'omwana nga bali ku lubalama lw'ennyanja era nga balabika bali mu kuvuba byennyanja
lug_11846
53
Abasajja nga basatu nga basitudde ebidomola, bali mu kubizzaayo ewaka, baakava ku mazzi, bamaze okugakima ku luzzi era bali mu kuddayo waka. Batambula bwe banyumyamukko, bwe boogera ku bigenda mu maaso mu bulamu bwabwe.
lug
Male
abasajja nga basatu nga basitudde ebidomola bali mu kubizzaayo ewaka baakava ku mazzi bamaze okugakima ku luzzi era bali mu kuddayo waka batambula bwe banyumyamukko bwe boogera ku bigenda mu maaso mu bulamu bwabwe
lug_11896
939
Akatale kalimu manvuuli eza laa eza langi ez'enjawulo nga eya kyenvu, emmyufu, eza kiragala n'obuyumba obuzimbiddwa ku mabbali g'akatale.
lug
Male
akatale kalimu manvuuli eza laa eza langi ez'enjawulo nga eya kyenvu emmyufu eza kiragala n'obuyumba obuzimbiddwa ku mabbali g'akatale
lug_11852
1309
Enjovu, enjovu nsolo nnene era enjovu zino ziri mu muddo ogukaze, waliwo emiti wabbali, enjovu zikuumibwa mu bifo ebiterekebwamu ensolo ez'obulambuzi, abalambuzi bava mu nsi ez'enjawulo okujja okulaba enjovu mu nsi eya Uganda.
lug
Female
enjovu enjovu nsolo nnene era enjovu zino ziri mu muddo ogukaze waliwo emiti wabbali enjovu zikuumibwa mu bifo ebiterekebwamu ensolo ez'obulambuzi abalambuzi bava mu nsi ez'enjawulo okujja okulaba enjovu mu nsi eya uganda
lug_11841
56
Ebinyonyi bino bye bayita kalooli bibeera n'otutwe nga tutonotono ate ng'omumwa munene okusinga omutwe. Ate bibeera ne kkala enjeruyeru wano wansi nga ku kifuba kyabyo, n'ebyoya ebiddugaalirivu ku mukira emabega ne ku biwaawaatiro. Ebinyonyi bino bibeera n'ebisakkiro ekinenenene kw'ossa bibeera nabyo biri wansi mu kibi...
lug
Female
ebinyonyi bino bye bayita kalooli bibeera n'otutwe nga tutonotono ate ng'omumwa munene okusinga omutwe ate bibeera ne kkala enjeruyeru wano wansi nga ku kifuba kyabyo n'ebyoya ebiddugaalirivu ku mukira emabega ne ku biwaawaatiro ebinyonyi bino bibeera n'ebisakkiro ekinenenene kw'ossa bibeera nabyo biri wansi mu kibira ...
lug_11860
2467
Enjuki zirabibwa nga ziri mu kibinja. Enjuki zino zitera kubeera mu kintu ekiyitibwa omuzinga. Awo nno ziba zikolerawo omubisi gw'enjuki era gwa mu mugaso nnyo; guwonya ekifuba, guwonya amabwa era bagukozesa mu bintu eby'enjawulo.
lug
Female
enjuki zirabibwa nga ziri mu kibinja enjuki zino zitera kubeera mu kintu ekiyitibwa omuzinga awo nno ziba zikolerawo omubisi gw'enjuki era gwa mu mugaso nnyo guwonya ekifuba guwonya amabwa era bagukozesa mu bintu eby'enjawulo
lug_11893
1640
Kabangali ya poliisi eya bbululu eyimiridde nga kuliko abasirikale abawerako abatudde. Wansi ebbali eriyo abasirikale abalala babiri abayimiridde; omusirikale omu yeekutte ku mmotoka eno ate ng'omulala agiri wano emabega ng'alina n'emmundu mu kifuba n'akakoofiira.
lug
Male
kabangali ya poliisi eya bbululu eyimiridde nga kuliko abasirikale abawerako abatudde wansi ebbali eriyo abasirikale abalala babiri abayimiridde omusirikale omu yeekutte ku mmotoka eno ate ng'omulala agiri wano emabega ng'alina n'emmundu mu kifuba n'akakoofiira
lug_24723
466
Zino nsiisira ziri ssatu waliwo oluggya olugazi obulungi olulabika obulungi.
lug
Male
zino nsiisira ziri ssatu waliwo oluggya olugazi obulungi olulabika obulungi
lug_24702
1455
Abaana ab'obuwala n'ab'obulenzi. Abalenzi bambadde embira mu bulago nga beesibye n'obuliba era nga abatadde ebyefaanaanyiriza enkata ku mutwe nga babiibya amazina ag'ekinnansi.
lug
Female
abaana ab'obuwala n'ab'obulenzi abalenzi bambadde embira mu bulago nga beesibye n'obuliba era nga abatadde ebyefaanaanyiriza enkata ku mutwe nga babiibya amazina ag'ekinnansi
lug_24706
157
Wano ekifaananyi kiraga abantu nga bakola ebiwempe mu bitoogo era emabbali waabwe nga waliwo emmotoka eyimiridde, ng'era waliwo n'ebitooke n'emiti gya kalitunsi.
lug
Female
wano ekifaananyi kiraga abantu nga bakola ebiwempe mu bitoogo era emabbali waabwe nga waliwo emmotoka eyimiridde ng'era waliwo n'ebitooke n'emiti gya kalitunsi
lug_24734
918
Ekinyonyi kissekannolya kiyina langi enzirugavu n'enjeru kiyimiridde mu bitoogo ebiriko obumuli obwa kyenvu biri kumpi n'amazzi.
lug
Female
ekinyonyi kissekannolya kiyina langi enzirugavu n'enjeru kiyimiridde mu bitoogo ebiriko obumuli obwa kyenvu biri kumpi n'amazzi
lug_24726
2477
Ekyennyanja ekyasamye kikwatiddwa mu ngalo, kiri mu langi ezanja... ez'enjawulo, kiyina olumyukirivu, kiddugavu ku kyenkira, kyasamye, wabula kirina ekitundu ekya kyenvu n'ekitundu eky'obukuubo obweru; akikutte alaga nti aliraanye amazzi.
lug
Female
ekyennyanja ekyasamye kikwatiddwa mu ngalo kiri mu langi ezanja ez'enjawulo kiyina olumyukirivu kiddugavu ku kyenkira kyasamye wabula kirina ekitundu ekya kyenvu n'ekitundu eky'obukuubo obweru akikutte alaga nti aliraanye amazzi
lug_24745
1455
Ente eziwererako ddala ziri mu langi ez'enjawulo kitaka ow'amazzi ne kitaka omukwafu n'enzirugavu ente zino mulimu ez'amayembe amawanvu n'amampi mulimu obuyana, enkazi n'ensajja.
lug
Female
ente eziwererako ddala ziri mu langi ez'enjawulo kitaka ow'amazzi ne kitaka omukwafu n'enzirugavu ente zino mulimu ez'amayembe amawanvu n'amampi mulimu obuyana enkazi n'ensajja
lug_24799
1734
Omusajja ayimiridde ku mabbali g'omugga agenda kuvuba nga yeeyambisa ddobo. Omugga mugazi ate nga guyina amazzi agatukula. Ku ludda olulala olw'omugga waliwo omuddo ogulina ebikoola ebya kiragala. Waggulu w'omugga waliwo ebire ebisinga ku byo nga bya bbululu mu langi.
lug
Male
omusajja ayimiridde ku mabbali g'omugga agenda kuvuba nga yeeyambisa ddobo omugga mugazi ate nga guyina amazzi agatukula ku ludda olulala olw'omugga waliwo omuddo ogulina ebikoola ebya kiragala waggulu w'omugga waliwo ebire ebisinga ku byo nga bya bbululu mu langi
lug_58538
673
Nnengera ekinyonyi ekiyitibwa ennyange nga kibuuse mu bbanga ebiwawaatiro byakyo birabikira ddala bulungi nga kirabika kiyigga kyakulya akamwa kaakyo aka kyenvu kw'ossa amagulu amaddugavu birabikira ddala bulungi.
lug
Male
nnengera ekinyonyi ekiyitibwa ennyange nga kibuuse mu bbanga ebiwawaatiro byakyo birabikira ddala bulungi nga kirabika kiyigga kyakulya akamwa kaakyo aka kyenvu kw'ossa amagulu amaddugavu birabikira ddala bulungi
lug_58599
2466
Omwana omuto nga mweru ayambadde akakoofiira, mu mukono gwe ogwa ddyo awanise ekigalo kisajja, mu mukono gwe okwakkono akutte ekyennyanja. Omwana ono alabika musanyufu, emabega we wayimidddeyo omusajja ali mu kat-shirt akamyufu n'akapale akampi akali mu langi eya bbulu, bano nno bayimiridde wakati mu nnyanja.
lug
Female
omwana omuto nga mweru ayambadde akakoofiira mu mukono gwe ogwa ddyo awanise ekigalo kisajja mu mukono gwe okwakkono akutte ekyennyanja omwana ono alabika musanyufu emabega we wayimidddeyo omusajja ali mu kat-shirt akamyufu n'akapale akampi akali mu langi eya bbulu bano nno bayimiridde wakati mu nnyanja
lug_87509
39
Kino ekifaanani kiraga ebintu byonna biri mu mu kifo eky'ensozi era nga biraga bimera baabisimba mu massekkati g'ensozi.
lug
Female
kino ekifaanani kiraga ebintu byonna biri mu mu kifo eky'ensozi era nga biraga bimera baabisimba mu massekkati g'ensozi
lug_87554
675
Mu kifaananyi kino ndaba Kabaka owaffe wano mu Buganda era ndaba ne Katikkiro ng'akutamye nga kirinzika okuba baali balina emboozi gye baali banyumya era ndaba Kabaka nga musanyufu.
lug
Female
mu kifaananyi kino ndaba kabaka owaffe wano mu buganda era ndaba ne katikkiro ng'akutamye nga kirinzika okuba baali balina emboozi gye baali banyumya era ndaba kabaka nga musanyufu
lug_87525
56
Empungu zino ziri ku katabi k'omuti, empungu zino zirina kkala enjeru wano nga ku kifuba ne kkala enzirugaalirivu ku biwawaatiro ne ku mugongo. Empungu zino zeetegereza ekyokulya kye zinaayigga okuva wansi ku ttaka.
lug
Female
empungu zino ziri ku katabi k'omuti empungu zino zirina kkala enjeru wano nga ku kifuba ne kkala enzirugaalirivu ku biwawaatiro ne ku mugongo empungu zino zeetegereza ekyokulya kye zinaayigga okuva wansi ku ttaka
lug_87556
163
Ekifaananyi kino kiraga ekifo abajulizi we battirwa, era kiraga nga eky'e Namugongo, kiriko emitayimbwa n'akasolya n'akabonero Akabakatuliki.
lug
Male
ekifaananyi kino kiraga ekifo abajulizi we battirwa era kiraga nga eky'e namugongo kiriko emitayimbwa n'akasolya n'akabonero akabakatuliki
lug_87577
968
Abaana ab'obulenzi abawerako bali mu kibinja, kirabika bannabyamizannyo eeh nga beekutte wamu, abamu bali mu ngoye abalala tebali mu massaati waggulu, abali mu ngoye abamu engoye za langi emmyufu, mulimu aah eza bbululu ate n'enzirugavu. Ebbali eriyo eriyo abaana abalala abatambula nga kirabika we bali ngeri ya bbiici.
lug
Male
abaana ab'obulenzi abawerako bali mu kibinja kirabika bannabyamizannyo eeh nga beekutte wamu abamu bali mu ngoye abalala tebali mu massaati waggulu abali mu ngoye abamu engoye za langi emmyufu mulimu aah eza bbululu ate n'enzirugavu ebbali eriyo eriyo abaana abalala abatambula nga kirabika we bali ngeri ya bbiici
lug_5642
1635
Abaana abawala babiri batudde ku ttaka mu luggya bazannya omuzannyo oguyitibwa omweso, emabega waabwe waliyo obusiisira obuwererako ddala n'abantu ab'enjawulo abayimiridde okumpi n'obusiisira buno; obusiisira bwonna bwaserekebwa n'essubi.
lug
Male
abaana abawala babiri batudde ku ttaka mu luggya bazannya omuzannyo oguyitibwa omweso emabega waabwe waliyo obusiisira obuwererako ddala n'abantu ab'enjawulo abayimiridde okumpi n'obusiisira buno obusiisira bwonna bwaserekebwa n'essubi
lug_5631
192
Omusajja akutte eki omuzinga gw'enjuki mwe ziriteeka omubisi gwazo n'enjuki zijjudde ku muzinga era akikwasizza ebi ebi ebigi ebi ebigi ebikono ebikwata mwe zitasobola kuyita kumuluma.
lug
Female
omusajja akutte eki omuzinga gw'enjuki mwe ziriteeka omubisi gwazo n'enjuki zijjudde ku muzinga era akikwasizza ebi ebi ebigi ebi ebigi ebikono ebikwata mwe zitasobola kuyita kumuluma
lug_5684
667
Abaami babiri bali mu lyato, omu akutte muti ali mu kuseeyeeya, omulala akasuse akatimba ali mu kuvuba.
lug
Male
abaami babiri bali mu lyato omu akutte muti ali mu kuseeyeeya omulala akasuse akatimba ali mu kuvuba
lug_5675
1067
Obutebe kkumi na busatu busimbiddwa ku layini emu. Obutebe kkumi na kamu bwa kitakataka ate obubiri bulina langi y'evvu. Obutebe buno, bwalukibwa bulukibwa ng'ekisero. Busimbiddwa wabweru mu kifo ekyasibibwamu amayinja wansi era emabega waabwo waliwo ekifo ekigulumivu ekirimu omuddo.
lug
Female
obutebe kkumi na busatu busimbiddwa ku layini emu obutebe kkumi na kamu bwa kitakataka ate obubiri bulina langi y'evvu obutebe buno bwalukibwa bulukibwa ng'ekisero busimbiddwa wabweru mu kifo ekyasibibwamu amayinja wansi era emabega waabwo waliwo ekifo ekigulumivu ekirimu omuddo
lug_44281
433
Ennyumba eri mu kuzimbibwa abasajja bana bali mu kuzimba nnyumba, bali mu kusereka, nnyumba eno eziki... ezimbiddwa bbulooka zino ennene era ng'eri ku luba ku lubalama lw'ennyanja.
lug
Female
ennyumba eri mu kuzimbibwa abasajja bana bali mu kuzimba nnyumba bali mu kusereka nnyumba eno eziki ezimbiddwa bbulooka zino ennene era ng'eri ku luba ku lubalama lw'ennyanja
lug_44244
1619
Abaami nga bali ku lyato bakutte enkasi omu ali ku luuyi olwa kkono omulala ali ku luuyi olwa ddyo nga basaabala okuva ku luuyi luno okudda ku lulala.
lug
Female
abaami nga bali ku lyato bakutte enkasi omu ali ku luuyi olwa kkono omulala ali ku luuyi olwa ddyo nga basaabala okuva ku luuyi luno okudda ku lulala
lug_44283
447
Kubamu akafaananyi ng'obadde otambula oyina wooli mu miti, n'ojja osanga obwenyi oba n'ogwisaganyako obwenyi n'ekisolo kino, bw'ogenda okwetegereza ng'ekisolo kino mpologoma erabika ng'eyina we yali ewummuludde ng'ekenga erabe oba eneefuna ekyokulya
lug
kubamu akafaananyi ng'obadde otambula oyina wooli mu miti n'ojja osanga obwenyi oba n'ogwisaganyako obwenyi n'ekisolo kino bw'ogenda okwetegereza ng'ekisolo kino mpologoma erabika ng'eyina we yali ewummuludde ng'ekenga erabe oba eneefuna ekyokulya
lug_44284
2538
Ente nga ziri ku ttale era muno nga mulimu ente ez'amayambe amawanvu n'endala nga za mayembe mampi era nga ziri mu langi ez'enjawulo. Nga mulimu eziri mu langi eya kitaka, n'endala nga ziri mu langi enzirugavu enkwafu nga mulimu n'ezirina amabala.
lug
Male
ente nga ziri ku ttale era muno nga mulimu ente ez'amayambe amawanvu n'endala nga za mayembe mampi era nga ziri mu langi ez'enjawulo nga mulimu eziri mu langi eya kitaka n'endala nga ziri mu langi enzirugavu enkwafu nga mulimu n'ezirina amabala
lug_44249
1663
Enno nnyanja ate nga nnyanja eraga nti nnene kuba bw'otunuulira ekifaananyi engeri gye kigenda kyeyongera galaga amazzi gakyagenda. Mu nnyanja wakati mulimu obuzinga obutini wadde nga tebusobola kuba nga bubeerwako abantu. Ennyanja eyina emigaso mingi, etuwa ebyennyanja, etuwa amazzi, ewa abantu emirimu kuba abavubi ab...
lug
Female
enno nnyanja ate nga nnyanja eraga nti nnene kuba bw'otunuulira ekifaananyi engeri gye kigenda kyeyongera galaga amazzi gakyagenda mu nnyanja wakati mulimu obuzinga obutini wadde nga tebusobola kuba nga bubeerwako abantu ennyanja eyina emigaso mingi etuwa ebyennyanja etuwa amazzi ewa abantu emirimu kuba abavubi abakola...
lug_56470
2477
Obusiisira bubiri obwawundibwa obulungi bulina enzigi za mmuli buli mu kifo ekiyonjo obulungi. Emabega waabwo waliyo ekisansa, waliyo emiti, waliyo n'ebitooke.
lug
Female
obusiisira bubiri obwawundibwa obulungi bulina enzigi za mmuli buli mu kifo ekiyonjo obulungi emabega waabwo waliyo ekisansa waliyo emiti waliyo n'ebitooke
lug_56454
163
Wano ndaba omwami eyaddira emipiira gy'emmotoka n'agikola nga giri waggulu. Akola nga gundi ali mu kukola gye twandiyise dduyiro y'ebikonde nga kw'agezesa omubiri gwe.
lug
Male
wano ndaba omwami eyaddira emipiira gy'emmotoka n'agikola nga giri waggulu akola nga gundi ali mu kukola gye twandiyise dduyiro y'ebikonde nga kw'agezesa omubiri gwe
lug_56452
192
Ekizike ekiddugavu kitudde mu nsiko wabbali waliyo ekizike kyakyo naye kirengerwako kugulu kuddugavu kwokka kitudde mu muddo ogwa kiragala.
lug
Female
ekizike ekiddugavu kitudde mu nsiko wabbali waliyo ekizike kyakyo naye kirengerwako kugulu kuddugavu kwokka kitudde mu muddo ogwa kiragala
lug_56445
433
Bano baana bato era balabika baali bava ku ssomero nga bonna basanyufu bambadde ebyambalo ebya bbululu ow'amazzi obulala bwambadde ebyambalo bimyufu era nga buyimiridde emabbali g'ekkubo ery'ettaka naye nga busanyufu okufa obufi.
lug
Female
bano baana bato era balabika baali bava ku ssomero nga bonna basanyufu bambadde ebyambalo ebya bbululu ow'amazzi obulala bwambadde ebyambalo bimyufu era nga buyimiridde emabbali g'ekkubo ery'ettaka naye nga busanyufu okufa obufi
lug_56423
433
Bino nno bivuga byaffe bya kinnansi era nga biraga nti waliwo ekifo we babikuumidde ebivuga bino bikola kya maanyi nnyo mu nsi yaffe n'okulaga ebika byaffe oba bika.
lug
Female
bino nno bivuga byaffe bya kinnansi era nga biraga nti waliwo ekifo we babikuumidde ebivuga bino bikola kya maanyi nnyo mu nsi yaffe n'okulaga ebika byaffe oba bika
lug_56407
2465
Ekibajje eky'enjawulo ekyabajjibwa obulungi ne bakiwunda bulungi kiri mu kifo ekitegekeddwa obulungi era nga kyetooloddwako n'endabirwamu kiri mu langi ezisikiriza okulaba langi enzirugavu ate ne langi eya kitaka.
lug
Male
ekibajje eky'enjawulo ekyabajjibwa obulungi ne bakiwunda bulungi kiri mu kifo ekitegekeddwa obulungi era nga kyetooloddwako n'endabirwamu kiri mu langi ezisikiriza okulaba langi enzirugavu ate ne langi eya kitaka
lug_56427
2604
Amaka galimu ennyumba ez'ekika ekyobusiisira bbiri, mu luggya lw'amaka gano wayimiriddewo abaana abato babiri sso nga ate ku luda olulala waliwo embwa.
lug
Female
amaka galimu ennyumba ez'ekika ekyobusiisira bbiri mu luggya lw'amaka gano wayimiriddewo abaana abato babiri sso nga ate ku luda olulala waliwo embwa
lug_56417
666
Omusajja omusajja ali, omusajja akutte akatimba era avuba era agezaako okuvuba ebyennyanja mu nnyanja.
lug
Female
omusajja omusajja ali omusajja akutte akatimba era avuba era agezaako okuvuba ebyennyanja mu nnyanja
lug_56476
148
Ekifaananyi kino kindaga essowaani y'ebyokulya era essowaani eno ng'eri emu naye ng'eriko ebyokulya eby'enjawulo olaba eriko ebyokulya eby'enjawulo eriko emboga eriko amagi ebyokulya eby'enjawulo naye nga biri kintabuli.
lug
Female
ekifaananyi kino kindaga essowaani y'ebyokulya era essowaani eno ng'eri emu naye ng'eriko ebyokulya eby'enjawulo olaba eriko ebyokulya eby'enjawulo eriko emboga eriko amagi ebyokulya eby'enjawulo naye nga biri kintabuli
lug_56463
1428
Eggana ly'ente eriri mu kkubo ery'ettaka erirundirwa omulaalo aweese omu... omuggo emabega ku mugongo gwe. Ente nsolo mu Buganda ezeddibwa era nga za muwendo nnyo eziku... ezivaamu ebintu eby'enjawulo okugeza amata, ennyama n'amaliba ebyeyambisibwa abantu mu mu bintu bya buli bya buli lunaku.
lug
Male
eggana ly'ente eriri mu kkubo ery'ettaka erirundirwa omulaalo aweese omu omuggo emabega ku mugongo gwe ente nsolo mu buganda ezeddibwa era nga za muwendo nnyo eziku ezivaamu ebintu eby'enjawulo okugeza amata ennyama n'amaliba ebyeyambisibwa abantu mu mu bintu bya buli bya buli lunaku
lug_1945
193
Emmotoka eriko enkota z'amatooke ng'eri mu kutambulira ku luguudo ku mwasanjala. Kuliko abasajja babiri omu ayimiridde omulala yeebase mu matooke.
lug
Female
emmotoka eriko enkota z'amatooke ng'eri mu kutambulira ku luguudo ku mwasanjala kuliko abasajja babiri omu ayimiridde omulala yeebase mu matooke
lug_1912
180
Akayumba awakyamirwa nga kali wano kagguddwa konna konna.
lug
Female
akayumba awakyamirwa nga kali wano kagguddwa konna konna
lug_1977
433
Lino zzike liyina kye litunuulira. Diyina ebyoya ebiddugavu. Diri mu nsiko mu nsiko mujjudde ebikoola ebimyufu. Ezzike lino dirabika liyina gwe lyali litunuulidde era nga lyetegereza.
lug
Female
lino zzike liyina kye litunuulira diyina ebyoya ebiddugavu diri mu nsiko mu nsiko mujjudde ebikoola ebimyufu ezzike lino dirabika liyina gwe lyali litunuulidde era nga lyetegereza
lug_1980
181
Abasambi b'omupiira basanyufu. Beekuŋŋaanyizza wamu bonna basanyuka era n'omufuuyi w'omupiira waali awo ebbali waabwe.
lug
Female
abasambi b'omupiira basanyufu beekuŋŋaanyizza wamu bonna basanyuka era n'omufuuyi w'omupiira waali awo ebbali waabwe
lug_1935
194
Abakyala nga beetisse enku nga batambula baddayo ewaka basibye bulungi ensekese z'enku omu ayambadde empale.
lug
Male
abakyala nga beetisse enku nga batambula baddayo ewaka basibye bulungi ensekese z'enku omu ayambadde empale
lug_1942
921
Ndaba olugoye olwa kitakataka omukwafu nga luli ku kyalaani nga lutungibwa n'ekyalaani ekirungi. Kuliko olukoba olupima n'omukono ogwambadde ekikomo.
lug
Male
ndaba olugoye olwa kitakataka omukwafu nga luli ku kyalaani nga lutungibwa n'ekyalaani ekirungi kuliko olukoba olupima n'omukono ogwambadde ekikomo
lug_94660
889
Omusajja ayina ekirevu ekyeru asibye ekitambaala ku mutwe, ayambadde akajoozi aka bbululu, atali mu mpale wabula yeezingiridde leesu, alabika asimbuliza omuceere mu mazzi.
lug
Male
omusajja ayina ekirevu ekyeru asibye ekitambaala ku mutwe ayambadde akajoozi aka bbululu atali mu mpale wabula yeezingiridde leesu alabika asimbuliza omuceere mu mazzi
lug_94650
153
Ndaba kalalankoma ng'ali mu kiyumba, ali mu kiyumba kye. Kalalankoma ono ayina ebyoya, alina kkala ez'enjawulo okuli kkala enzirugavu ne kkala eya kyenvu.
lug
Male
ndaba kalalankoma ng'ali mu kiyumba ali mu kiyumba kye kalalankoma ono ayina ebyoya alina kkala ez'enjawulo okuli kkala enzirugavu ne kkala eya kyenvu
lug_94638
1309
Omuwala yeetisse enkota y'amatooke ku mutwe, wansi w'enkota eno waliwo olulagala, omuwala aweese omwana omuto ku mugongo, ayina ne ky'akutte mu ngalo; omuwala ono ali mu lusuku, olusuku lulabika bulungi.
lug
Female
omuwala yeetisse enkota y'amatooke ku mutwe wansi w'enkota eno waliwo olulagala omuwala aweese omwana omuto ku mugongo ayina ne ky'akutte mu ngalo omuwala ono ali mu lusuku olusuku lulabika bulungi
lug_94691
1483
Ettale nga lino ddene nnyo era nga lirabikira ddala bulungi, lirimu omuddo oguli mu langi eya kiragala era nga mulimu n'obuti obutonotono obuli mu langi eya kiragala, mulimu ensolo ez'enjawulo eziri mu ttambula era ng'emabega waalyo waliyo obuti obungi obuli mu langi eya kiragala.
lug
Female
ettale nga lino ddene nnyo era nga lirabikira ddala bulungi lirimu omuddo oguli mu langi eya kiragala era nga mulimu n'obuti obutonotono obuli mu langi eya kiragala mulimu ensolo ez'enjawulo eziri mu ttambula era ng'emabega waalyo waliyo obuti obungi obuli mu langi eya kiragala
lug_94635
2500
Empande nga zirina ebikoola mu langi eya kiragala. Akayumba akaaserekebwa essubi n'emiti, olunyanfa mu kayumba ako, era akayumba kakadde. Kali wakati mu miti gy'emiyembe, emabega eriyo obuyumba obulala.
lug
Male
empande nga zirina ebikoola mu langi eya kiragala akayumba akaaserekebwa essubi n'emiti olunyanfa mu kayumba ako era akayumba kakadde kali wakati mu miti gy'emiyembe emabega eriyo obuyumba obulala
lug_94698
1542
Omusajja ayambadde jjiini awumbye emikono. Mu bulago ayambadde kkamera. Kkamera ekozesebwa okukuba ebifaananyi ku mikolo ne mu bifo eby'enjawulo. Omusajja yeesigamye emmotoka, emmotoka gye yeesigamye ya bulambuzi. Emmotoka ekozesebwa okusaabaza abantu bagitambuliramu mu bifo eby'enjawulo emabbali w'emmotoka waliwo omud...
lug
Female
omusajja ayambadde jjiini awumbye emikono mu bulago ayambadde kkamera kkamera ekozesebwa okukuba ebifaananyi ku mikolo ne mu bifo eby'enjawulo omusajja yeesigamye emmotoka emmotoka gye yeesigamye ya bulambuzi emmotoka ekozesebwa okusaabaza abantu bagitambuliramu mu bifo eby'enjawulo emabbali w'emmotoka waliwo omuddo om...
lug_67268
166
Wano ndaba enguudo ezitindiddwa obulungi nga ezimu ziyita wansi endala ziyita waggulu ng'enguudo zino zitegekebbwa bulungi nnyo nnyini ddala.
lug
Male
wano ndaba enguudo ezitindiddwa obulungi nga ezimu ziyita wansi endala ziyita waggulu ng'enguudo zino zitegekebbwa bulungi nnyo nnyini ddala
lug_67259
667
Ensiko eyina emiti mingi ddala. Waggulu waayo waliyo obu nsozi nnyingi eziyina omuddo ogwa kiragala.
lug
Male
ensiko eyina emiti mingi ddala waggulu waayo waliyo obu nsozi nnyingi eziyina omuddo ogwa kiragala
lug_67296
1741
Ebigere by'abaana abasamba omupiira nga bali mu kisaawe eky'ettaka. Ekisaawe kino kirimu n'amayinja naye nga abaana bawerako omupiira oguddugala guli ku kigere ky'omwana omu.
lug
Male
ebigere by'abaana abasamba omupiira nga bali mu kisaawe eky'ettaka ekisaawe kino kirimu n'amayinja naye nga abaana bawerako omupiira oguddugala guli ku kigere ky'omwana omu
lug_67254
1413
Abantu bano bandiba abagole, omugole omukyala ayambadde empeta, n'omwami ayambadde empeta era omwami ayambadde akasuuti aka bbulawuni, aku ensawo zaako nga nzirugavu era nga n'omukyala asibye essaawa ku mukono gwe ng'ayambadde ekiteeteeyi eky'abagole, kale nno abantu bano bagole.
lug
Female
abantu bano bandiba abagole omugole omukyala ayambadde empeta n'omwami ayambadde empeta era omwami ayambadde akasuuti aka bbulawuni aku ensawo zaako nga nzirugavu era nga n'omukyala asibye essaawa ku mukono gwe ng'ayambadde ekiteeteeyi eky'abagole kale nno abantu bano bagole
lug_67244
968
Ente eziwerako ziri mu kkubo za mayembe mawanvu ziri mu langi eya kitaka n'enzirugavu emabega eri eriyo omwami ajja azivaako emabega ekkubo lya ttaka waliwo ebbali w'ekkubo n'ensiko ng'eriko ebikoola ebya kiragala.
lug
Male
ente eziwerako ziri mu kkubo za mayembe mawanvu ziri mu langi eya kitaka n'enzirugavu emabega eri eriyo omwami ajja azivaako emabega ekkubo lya ttaka waliwo ebbali w'ekkubo n'ensiko ng'eriko ebikoola ebya kiragala
lug_47152
146
Ndaba ekifaananyi eky'abantu nga bana bataano bava mugga. Abamu beetisse ebidomola ebya kyenvu ate omulala akitadde ku ggaali ye akulula kikulule naye nga batambula. Ate gye bayita waliwo ennimiro eya kasooli.
lug
Female
ndaba ekifaananyi eky'abantu nga bana bataano bava mugga abamu beetisse ebidomola ebya kyenvu ate omulala akitadde ku ggaali ye akulula kikulule naye nga batambula ate gye bayita waliwo ennimiro eya kasooli
lug_47190
1408
Tulaba ebimuli eby'enjawulo naye nga bya kakobe era nga mu kimu ku bimuli bino kuliko enjuki eri emu eraga nti eri mu kunuuna mubisi ku kimuli kino.
lug
Male
tulaba ebimuli eby'enjawulo naye nga bya kakobe era nga mu kimu ku bimuli bino kuliko enjuki eri emu eraga nti eri mu kunuuna mubisi ku kimuli kino
lug_47107
2465
Ku mwalo amaato we gagobera, ku lukalu waliwo amaato mangi era nga gali mu langi okusingira ddala eya bbululu. Mu maaso awo waliwo n'akabwa kalimu kalimu ebikuubo ekyeru n'ekiddugavu. Emabbali w'ennya w'amaato eriyo ennyanja.
lug
Male
ku mwalo amaato we gagobera ku lukalu waliwo amaato mangi era nga gali mu langi okusingira ddala eya bbululu mu maaso awo waliwo n'akabwa kalimu kalimu ebikuubo ekyeru n'ekiddugavu emabbali w'ennya w'amaato eriyo ennyanja
lug_47111
2571
Enjuki kiwuka ekibuuka ng'era kirundibwa ng'omulimu okufunamu omubisi. Enjuki ziruma era zitta. Enjuki zeekuŋŋaanyirizza ku kimuli oku okufunamu omubisi. Enjuki abamu bazitya naye nga kiwuka ekiviiramu ddala ssente.
lug
Female
enjuki kiwuka ekibuuka ng'era kirundibwa ng'omulimu okufunamu omubisi enjuki ziruma era zitta enjuki zeekuŋŋaanyirizza ku kimuli oku okufunamu omubisi enjuki abamu bazitya naye nga kiwuka ekiviiramu ddala ssente
lug_47105
1500
Enjuki ebuukirabuukira ku bimuli era ng'enjuki eno ejjudde empumbu gy'eggye ku bimuli bino. Empumbu ya kyenvu ate nga n'ebimuli bino birimu kyenvu ne langi enzirugavu. Enjuki zaagala nnyo ebimuli olw'okufunako empumbu kw'ossa n'amazzi ge zikolamu omubisi.
lug
Male
enjuki ebuukirabuukira ku bimuli era ng'enjuki eno ejjudde empumbu gy'eggye ku bimuli bino empumbu ya kyenvu ate nga n'ebimuli bino birimu kyenvu ne langi enzirugavu enjuki zaagala nnyo ebimuli olw'okufunako empumbu kw'ossa n'amazzi ge zikolamu omubisi
lug_88621
45
Mu kyalo abantu baali balima omuddo ogwali gwetoolodde ennyumba zaabwe okwewala ebisolo ebisobola okuyingira ennyumba zaabwe ebibeera mu muddo.
lug
Female
mu kyalo abantu baali balima omuddo ogwali gwetoolodde ennyumba zaabwe okwewala ebisolo ebisobola okuyingira ennyumba zaabwe ebibeera mu muddo
lug_88657
1484
Abaana basatu bali kukima mazzi ng'ekidomola ekimu bamaze okukisibira ku kkaliya y'eggaali nga beeyambisa enkoba ekidomola ekirala bakiwummulizza ebbali kyakusubibwa ku ggaali eyookubiri ewummuziddwa ebbali.
lug
Male
abaana basatu bali kukima mazzi ng'ekidomola ekimu bamaze okukisibira ku kkaliya y'eggaali nga beeyambisa enkoba ekidomola ekirala bakiwummulizza ebbali kyakusubibwa ku ggaali eyookubiri ewummuziddwa ebbali
lug_88619
919
Ssemayanja oba ennyanja nga ntebenkenvu, terina buzibu era ng'eri walaga nti enjuba eggweerayo.
lug
Male
ssemayanja oba ennyanja nga ntebenkenvu terina buzibu era ng'eri walaga nti enjuba eggweerayo
lug_88626
677
Wano ndaba ekibira wabula ekibira kino kyali mu kiwonvu era nga kyali kirimu emiti egy'enjawulo era nnengera ne kiragala nga mukwafu nnyo wewaawo ng'eri waggulu enjuba eringa eyali ekubyeyo ng'evaayo.
lug
Male
wano ndaba ekibira wabula ekibira kino kyali mu kiwonvu era nga kyali kirimu emiti egy'enjawulo era nnengera ne kiragala nga mukwafu nnyo wewaawo ng'eri waggulu enjuba eringa eyali ekubyeyo ng'evaayo
lug_88675
185
Ono afaanana nga Kiyira; omugga gujjudde ama omugga gujjudde amayengo amayitirivu! Ekifaananyi kyonna kiraga omugga nga munene.
lug
Female
ono afaanana nga kiyira omugga gujjudde ama omugga gujjudde amayengo amayitirivu ekifaananyi kyonna kiraga omugga nga munene
lug_88663
1720
Obudde bwa misana, akaana akato akeeru kambadde biddugavu, kayina bye kakutte mu mukono, kayimiridde mu magulu g'omukyala, ayambadde gaalubindi enzirugavu ku maaso, akasweta mu langi njeru ka mikono miwanvu, n'empale ya jjiini nzirugavu, aweese n'akasawo ayina akaama k'amubuulira.
lug
Female
obudde bwa misana akaana akato akeeru kambadde biddugavu kayina bye kakutte mu mukono kayimiridde mu magulu g'omukyala ayambadde gaalubindi enzirugavu ku maaso akasweta mu langi njeru ka mikono miwanvu n'empale ya jjiini nzirugavu aweese n'akasawo ayina akaama k'amubuulira
lug_72508
1462
Emiti egyasimbibwa mu layini obulungi. Emiti bwe gisimbibwa bwe biti bwe giti ebiseera ebisinga gibeera gisimbiddwa kugisalako mbaawo okusobola okufunamu ssente.
lug
Female
emiti egyasimbibwa mu layini obulungi emiti bwe gisimbibwa bwe biti bwe giti ebiseera ebisinga gibeera gisimbiddwa kugisalako mbaawo okusobola okufunamu ssente
lug_72555
1068
Abaana abato omuli abalenzi n'abawala nga batudde ku ntebe era nga mu bo mulimu omukyala ayimiridde nga mu ndabika alaga musomesa.
lug
Male
abaana abato omuli abalenzi n'abawala nga batudde ku ntebe era nga mu bo mulimu omukyala ayimiridde nga mu ndabika alaga musomesa
lug_72583
1209
Oluguudo lwa ttaka ku mabbali n'emabbali waliyo emiti gye lulaga oluguudo waliyo omulongooti, amayumba mulimu abantu abatambula ebire bikutte enkuba ebindabinda.
lug
Male
oluguudo lwa ttaka ku mabbali n'emabbali waliyo emiti gye lulaga oluguudo waliyo omulongooti amayumba mulimu abantu abatambula ebire bikutte enkuba ebindabinda
End of preview. Expand in Data Studio
README.md exists but content is empty.
Downloads last month
81