input_text stringlengths 6 352 | labels stringlengths 5 327 |
|---|---|
Omukulu w'[MASK] yavumiridde nnyo [MASK] ky'[MASK] enguzi [MASK] bakozi be. | Omukulu w'ekitongole yavumiridde nnyo ekikolwa ky'okulya enguzi mu bakozi be. |
Buli muntu ayingira [MASK] alina [MASK] okubuuzibwa [MASK]. | Buli muntu ayingira wano alina okusooka okubuuzibwa ebibuuzo. |
Bw'[MASK] olaba [MASK] tolina musango [MASK] [MASK] [MASK] [MASK]. | Bw'oba olaba nga tolina musango awo osobola okugenda ewaka. |
[MASK] bwe nnawulidde nti akalulu tukawangudde n'entegekerawo akabaga. | Nze bwe nnawulidde nti akalulu tukawangudde n'entegekerawo akabaga. |
Mpulira [MASK] neegomba nnyo [MASK] mukyala [MASK] ekidaala. | Mpulira nga neegomba nnyo okukuba mukyala wange ekidaala. |
[MASK] twawulira [MASK] ekibwatuka [MASK] abaali bayimiridde [MASK] tudduka. | Bwe twawulira ekintu ekibwatuka ffe abaali bayimiridde ne tudduka. |
Ensonga z'[MASK] [MASK] kino ziri [MASK] kkooti era tukyalinze [MASK] guwulirwe. | Ensonga z'okutunda ekibanja kino ziri mu kkooti era tukyalinze omusango guwulirwe. |
Nkuleetedde [MASK] eno ogitwale [MASK] akalabo. | Nkuleetedde essaawa eno ogitwale nga akalabo. |
[MASK] wayogedde eggulo nnabadde siyinza butakuleetera kirabo olwa [MASK]. | Bwe wayogedde eggulo nnabadde siyinza butakuleetera kirabo olwa leero. |
Ani amanyi okuvvuunula [MASK] kino [MASK] Lungereza? | Ani amanyi okuvvuunula ekigambo kino mu Lungereza? |
Ekikolwa ky'[MASK] ebisiyaga kyawerebwa [MASK] w'[MASK]. | Ekikolwa ky'okulya ebisiyaga kyawerebwa omukulembeze w'eggwanga. |
Abalonzi [MASK] kaseera babeera basabiriza ssente [MASK] [MASK] bakulembeze. | Abalonzi buli kaseera babeera basabiriza ssente okuva mu bakulembeze. |
Ekitooke kino [MASK] [MASK] kissa akakota akatakkusa na mwana muto. | Ekitooke kino kinene naye kissa akakota akatakkusa na mwana muto. |
Omugole yalemwa okubaako [MASK] by'ayogera [MASK] lunaku lw'[MASK]. | Omugole yalemwa okubaako ebigambo by'ayogera ku lunaku lw'embaga. |
Mpulira neesunze [MASK] [MASK] [MASK] bazadde bange. | Mpulira neesunze okugenda okulaba ku bazadde bange. |
Ekibaluwa kye baasuula [MASK] [MASK] kino kyatuleetera [MASK]. | Ekibaluwa kye baasuula mu kitundu kino kyatuleetera okutya. |
Olina okuba [MASK] olina [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] buwanguzi bwonna | Olina okuba nga olina empisa okusobola okutuuka ku buwanguzi bwonna |
Buli muntu asooke atunule [MASK] mulimu gwe [MASK] tannaguwaayo kugololwa. | Buli muntu asooke atunule mu mulimu gwe nga tannaguwaayo kugololwa. |
Bannange [MASK] mpulira [MASK] ennuma nnyo. | Bannange nze mpulira enjala ennuma nnyo. |
Ababadde muwoggana mwenna mujje [MASK] [MASK] maaso. | Ababadde muwoggana mwenna mujje wano mu maaso. |
Nnakugamba ove [MASK] muwala oyo [MASK] towulira. | Nnakugamba ove ku muwala oyo naye towulira. |
Omukebe guno guddugala olina [MASK] okugwoza gutukule. | Omukebe guno guddugala olina okusooka okugwoza gutukule. |
Omukadde ono tayagala kusiima kintu [MASK] [MASK] kimukoleddwa. | Omukadde ono tayagala kusiima kintu kyonna ekibeera kimukoleddwa. |
Eno gye nnafuna [MASK] tewabeereka. | Eno gye nnafuna omulimu tewabeereka. |
Buli mukazi asaanye ayagalwe [MASK] bwe kisaana. | Buli mukazi asaanye ayagalwe nga bwe kisaana. |
Olungereza lwammwe musaana [MASK] lwongeremu. | Olungereza lwammwe musaana mu lwongeremu. |
Lwaki toyagala kwogera Luganda ate [MASK] [MASK] muganda? | Lwaki toyagala kwogera Luganda ate nga oli muganda? |
Weetegereze [MASK] olabe [MASK] [MASK] [MASK] mmotoka eyo. | Weetegereze bulungi olabe ani ali mu mmotoka eyo. |
Taata [MASK] mukyala [MASK] bwe yampita nnawulira [MASK] mpunze. | Taata wa mukyala wange bwe yampita nnawulira nga mpunze. |
Lwaki obadde onnimba [MASK] bw'otaafuna lupapula lwo? | Lwaki obadde onnimba nga bw'otaafuna lupapula lwo? |
Ebintu bye baaleeta [MASK] kwanjula kwe byali [MASK] nnyo. | Ebintu bye baaleeta mu kwanjula kwe byali bingi nnyo. |
Oyinza [MASK] nti [MASK] [MASK] tazaalangako. | Oyinza okulowooza nti omuwala oli tazaalangako. |
Omusujja [MASK] zino mungi nnyo [MASK] baana. | Omusujja ennaku zino mungi nnyo mu baana. |
Buli kirwadde ekibalukawo kiteeka [MASK] bonna [MASK] bunkenke. | Buli kirwadde ekibalukawo kiteeka abantu bonna ku bunkenke. |
Ekigwo kye baamukuba kye kyamuviirako [MASK]. | Ekigwo kye baamukuba kye kyamuviirako okufa. |
[MASK] nnakoowa abasuubuzi abaagala [MASK] [MASK]. | Nze nnakoowa abasuubuzi abaagala okuseera abantu. |
Abasigadde [MASK] muweereze ssente zammwe [MASK]. | Abasigadde emabega muweereze ssente zammwe mangu. |
Buli abadde yeeyita [MASK] addemu [MASK] mmulageko. | Buli abadde yeeyita omusajja addemu okuwoggana mmulageko. |
Lowoozaayo [MASK] bika by'Abaganda binnansangwa. | Lowoozaayo ku bika by'Abaganda binnansangwa. |
Buli kirowoozo ekikuvamu kibeera kikolokota [MASK]. | Buli kirowoozo ekikuvamu kibeera kikolokota omukulembeze. |
Sirowooza nti [MASK] asaanidde okwera [MASK] [MASK] mwe abato weemuli. | Sirowooza nti nze asaanidde okwera wano nga mwe abato weemuli. |
Ekide kyagenze [MASK] [MASK] [MASK] nnatuuse dda [MASK] ffumbiro. | Ekide kyagenze okuvuga nga nze nnatuuse dda ku ffumbiro. |
Omufumbi oyo agabula akamere [MASK] nnyo. | Omufumbi oyo agabula akamere katono nnyo. |
Ku bantu abali [MASK] oyinza [MASK] Uganda yonna eweddeyo. | Ku bantu abali wano oyinza okulowooza Uganda yonna eweddeyo. |
Ekikata [MASK] [MASK] tekisaanye kuba kigulumivu nnyo. | Ekikata kya lumonde tekisaanye kuba kigulumivu nnyo. |
[MASK] bwe nnakula [MASK] nva [MASK] kukola eby'ekito. | Nze bwe nnakula ne nva mu kukola eby'ekito. |
Omuddusi oyo adduka nnyo ky'ava awangula [MASK] kaseera. | Omuddusi oyo adduka nnyo ky'ava awangula buli kaseera. |
Abavunaanyizibwa [MASK] bisolo bagaanye [MASK] omulanga gwa [MASK]. | Abavunaanyizibwa ku bisolo bagaanye okuwuliriza omulanga gwa ffe. |
Yaleeta [MASK] bitono nnyo era [MASK] tumumma [MASK]. | Yaleeta ebintu bitono nnyo era ne tumumma omukazi. |
Okusabiriza kikolwa nnyo [MASK] baana [MASK] abato. | Okusabiriza kikolwa nnyo mu baana naddala abato. |
Okwetawula [MASK] nzija eno mpulira nnakukoowa. | Okwetawula nga nzija eno mpulira nnakukoowa. |
Ekibadde kiwoggana [MASK] sikyakiwulira. | Ekibadde kiwoggana kati sikyakiwulira. |
Nange mumpeereze [MASK] bintu bye baabawadde. | Nange mumpeereze ku bintu bye baabawadde. |
Omusaala gwe yabadde afuna [MASK] nnyo . | Omusaala gwe yabadde afuna mutono nnyo . |
Okusinziira [MASK] buyigirize bwange sisobola kukola mulimu ogwo. | Okusinziira ku buyigirize bwange sisobola kukola mulimu ogwo. |
Ekiwandiiko kino [MASK] [MASK] kizibu nnyo [MASK] kutegeera. | Ekiwandiiko kino kinene naye kizibu nnyo kya kutegeera. |
Abawandiika [MASK] musaana kuzzibwa [MASK] kibiina. | Abawandiika obubi musaana kuzzibwa mu kibiina. |
Baakugamba [MASK] bazadde bo [MASK] tewawulira yadde. | Baakugamba okuwuliriza bazadde bo naye tewawulira yadde. |
Buli muntu alina [MASK] omugumiikiriza [MASK] [MASK] bwe. | Buli muntu alina okubeera omugumiikiriza mu bulamu bwe. |
Edda nnali [MASK] nti [MASK] muntu azaala abeera mukulu [MASK] si [MASK]. | Edda nnali ndowooza nti buli muntu azaala abeera mukulu naye si kituufu. |
Omukungu bwe [MASK] [MASK] bonna baafuna okunyolwa [MASK] mitima gyabwe. | Omukungu bwe yafa abantu bonna baafuna okunyolwa mu mitima gyabwe. |
Ekire ky'[MASK] kikedde kutonnya era [MASK] kireeta [MASK] [MASK] [MASK]. | Ekire ky'enkuba kikedde kutonnya era ne kireeta empewo mu kibuga. |
Ebintu [MASK] [MASK] [MASK] bibeera bizibu [MASK] tonnabitandika kubikola. | Ebintu ebisinga mu bulamu bibeera bizibu nga tonnabitandika kubikola. |
Omuntu alina [MASK] kizibu nnyo [MASK] kumuteresa byama byo. | Omuntu alina olugambo kizibu nnyo kya kumuteresa byama byo. |
Omwana akuziddwa [MASK] abeera yeegombebwa [MASK] muntu amulabako. | Omwana akuziddwa obulungi abeera yeegombebwa buli muntu amulabako. |
[MASK] bwe naakula njagala kufuuka musawo [MASK] bisolo. | Nze bwe naakula njagala kufuuka musawo wa bisolo. |
Mu maaso eyo nnina ekirooto ky'okwesimbawo [MASK] [MASK] w'abayizi [MASK] ssomero lino. | Mu maaso eyo nnina ekirooto ky'okwesimbawo nga omukulu w'abayizi ku ssomero lino. |
[MASK] mutandika [MASK] [MASK] [MASK] nfuluma. | Bwe mutandika okuwoggana nga nze nfuluma. |
Kizibu nnyo [MASK] [MASK] ly'[MASK] [MASK] [MASK] [MASK] kifo ekiwoggana. | Kizibu nnyo okuwuliriza eddoboozi ly'omuntu nga ali mu kifo ekiwoggana. |
[MASK] era nnabadde [MASK] nti baawo gwe bakwatidde [MASK] bubbi. | Nze era nnabadde ndowooza nti baawo gwe bakwatidde mu bubbi. |
Ekiseera [MASK] nkimala [MASK] mpandiika bitabo [MASK] eby'[MASK]. | Ekiseera ekisinga nkimala nga mpandiika bitabo naddala eby'abaana. |
Obuwuuwo bwe baatadde [MASK] mmere eno bubadde butono nnyo. | Obuwuuwo bwe baatadde ku mmere eno bubadde butono nnyo. |
Omusomesa yagenze okutusaba [MASK] [MASK] sinnagumaliriza. | Omusomesa yagenze okutusaba omulimu nga sinnagumaliriza. |
Ebimu [MASK] bintu [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] kwe [MASK] omwetowaze ennyo. | Ebimu ku bintu ebisinga obukulu mu bulamu kwe kubeera omwetowaze ennyo. |
Omusajja omwenzi atama [MASK] ate n�omutamiivu tabeereka [MASK]. | Omusajja omwenzi atama naye ate n�omutamiivu tabeereka naye. |
Abasaabaze abataagala kusasula bakumalako [MASK]. | Abasaabaze abataagala kusasula bakumalako emirembe. |
Bino [MASK] birimu ssente [MASK] lwakuba nti bikooya nnyo. | Bino ebintu birimu ssente naye lwakuba nti bikooya nnyo. |
[MASK] nnali nsuubira nti [MASK] okunnyamba [MASK] tonnyambye. | Nze nnali nsuubira nti osobola okunnyamba naye tonnyambye. |
Obujulizi obwaleetebwa [MASK] kkooti bwonna omulamuzi yabugaana. | Obujulizi obwaleetebwa mu kkooti bwonna omulamuzi yabugaana. |
Baamusiba [MASK] [MASK] [MASK] lwa kubba nte za [MASK] we. | Baamusiba okumala emyaka mukaaga lwa kubba nte za taata we. |
[MASK] [MASK] byonna by'osomesezza [MASK] butuufu sibitegedde. | Nze ebintu byonna by'osomesezza mu butuufu sibitegedde. |
Oyinza okunfunirayo [MASK] bitabo by'[MASK] [MASK] [MASK] [MASK] [MASK]? | Oyinza okunfunirayo ku bitabo by'okubala nga mukaaga oba musanvu? |
Enkuuka kye kivvulu [MASK] obuganzi [MASK] Uganda ensangi zino. | Enkuuka kye kivvulu ekisinga obuganzi mu Uganda ensangi zino. |
Abayimbi bonna ono [MASK] yabasinze [MASK] [MASK] guno. | Abayimbi bonna ono ye yabasinze okuyimba omwaka guno. |
Ekyo kye wakoze [MASK] [MASK] mukulu wo nnabadde sikikusuubira [MASK]. | Ekyo kye wakoze nze nga mukulu wo nnabadde sikikusuubira mu. |
Ekibumba kye [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] mubiri gw'[MASK]. | Ekibumba kye kitundu ekisinga omugaso mu mubiri gw'omuntu. |
Omusaayi gwe mukwafu nnyo era tegutambula [MASK] [MASK] mubiri. | Omusaayi gwe mukwafu nnyo era tegutambula bulungi mu mubiri. |
Ekibadde kimuleetera [MASK] [MASK] akizudde. | Ekibadde kimuleetera omusujja omusawo akizudde. |
Ekisinga [MASK] gwe kumanya nti olina [MASK] [MASK] weetonda. | Ekisinga obukulu gwe kumanya nti olina ensobi ne weetonda. |
Saayagadde kukugamba nti [MASK] nnina ebitabo byo [MASK] ojja kunsumbuwa. | Saayagadde kukugamba nti nze nnina ebitabo byo nga ojja kunsumbuwa. |
[MASK] [MASK] nkimanyi [MASK] obwedda nsirise. | Nze ekituufu nkimanyi wadde obwedda nsirise. |
[MASK] kulinda [MASK] asooke kubakuba ndyoke njogere [MASK]. | Nja kulinda omusomesa asooke kubakuba ndyoke njogere ekituufu. |
Eky'[MASK] mwe kye muwadde si kye [MASK] okusinziira [MASK] kibuuzo kino. | Eky'okuddamu mwe kye muwadde si kye kituufu okusinziira ku kibuuzo kino. |
Ebbula ly'[MASK] lye liviiriddeko [MASK] abasinga [MASK] okwetunda. | Ebbula ly'ensimbi lye liviiriddeko abaana abasinga okutandika okwetunda. |
Oteekeddwa [MASK] [MASK] mukono ogusomeka oleme kufiirwa bubonero. | Oteekeddwa okuwandiika mu mukono ogusomeka oleme kufiirwa bubonero. |
Ki [MASK] [MASK] [MASK] bintu [MASK] [MASK]? | Ki ekisinga omugaso ku bintu bino byombi? |
Obuyambi bwe twabadde twetaaga [MASK] tetwabufunye? | Obuyambi bwe twabadde twetaaga nga tetwabufunye? |
Yafuna [MASK] nnyingi [MASK] muzannyo gwe ogwasembayo. | Yafuna ensimbi nnyingi mu muzannyo gwe ogwasembayo. |
Kiki ekisinze okukutabula n'[MASK] oyo? | Kiki ekisinze okukutabula n'omukazi oyo? |
Abantu abamu balowooza nti [MASK] bw'asirika abeera musiru. | Abantu abamu balowooza nti omuntu bw'asirika abeera musiru. |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.