test dict | train dict | val dict |
|---|---|---|
{
"en": "What is the time?",
"lg": "Abantu bonna mu kitundu baali bamanyi omugenzi."
} | {
"en": "All water sources are very far away from our house.",
"lg": "Abo bokka abalina ebigendererwa mu byobufuzi be baalondeddwa."
} | {
"en": "The company changed its name last year.",
"lg": "\"Mu kuzimba eggaali y'omukka, ettwale lyaleeta abakozi bangi ng'abakozi.\""
} |
{
"en": "The whole community knew the deceased.",
"lg": "Empapula z'amawulire zibaamu obubaka."
} | {
"en": "Only those with political ambitions were voted.",
"lg": "Omukozi azziddwamu amaanyi ebiseera ebisinga akola bulungi nga musanyufu ku mulimu."
} | {
"en": "We promise not to disappoint our quality-loving consumers.",
"lg": "Kkampuni yakyusa erinnya lyayo omwaka oguwedde."
} |
{
"en": "Newspapers are sources of information.",
"lg": "Abakozi ba kampuni bonna bagenda kutendekebwa enkya."
} | {
"en": "A motivated worker is most likely to be efficient and happy at work.",
"lg": "Waliwo eddundiro ly'ebyennyanja eritandikawo ku nnyanja eno."
} | {
"en": "He fooled me unintentionally.",
"lg": "Tusuubiza obutayiwaayo bakasitoma baffe abaagala ebintu eby'omutindo omulungi."
} |
{
"en": "There is a training for all company employees tomorrow.",
"lg": "Omuwendo gw'abantu abaafa gwalinnya okuva ku bana okutuuka ku munaana mu nnaku essatu eziyise."
} | {
"en": "This is an emerging fishery on this lake.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "\"Uganda's major cash crops are coffee, cotton, tea, cocoa, vanilla, and tobacco.\"",
"lg": "Yampuddiisa nga tagenderedde."
} |
{
"en": "The number of deaths rose from four to eight in the last three days.",
"lg": "Kenya yokka yeegisinga ebyokulwanyisa eby'omu bbanga eby'omulembe."
} | {
"en": "We need to buy a new broom.",
"lg": "Ebintu bya famire yaffe byaboyebwa bbanka."
} | {
"en": "Parliament should intervene.",
"lg": "\"Emmwanyi, ppamba, amajaani, kokowa, vanira ne ttaaba bye birime bya Uganda ebisinga okutundibwa.\""
} |
{
"en": "Only Kenya boasts more air firepower.",
"lg": "Si kirungi eri obulamu bwo okulya ice cream mungi."
} | {
"en": "Our family property was confiscated by the bank.",
"lg": "Omusajja omukadde yatwaliddwa mu kkooti."
} | {
"en": "These people are unproductive and cannot engage in business activities.",
"lg": "Paalimenti eteekeddwa okubiyingiramu."
} |
{
"en": "Eating a lot of ice cream is not good for your health.",
"lg": "Waliwo ebinja ky'enjuki okumpi n'ennyumba eyo."
} | {
"en": "The old man was taken to court.",
"lg": "Uganda ejja kutegeka okulonda kw'ebibiina ebingi."
} | {
"en": "\"After digging the holes, we placed the seeds into the ground.\"",
"lg": "Abantu bano si ba mugaso era tebasobola kwetaba mu mirimu gya busuubuzi gyonna."
} |
{
"en": "There is a swarm of bees near that house.",
"lg": "Omusambi omupya eyawandiisibwa mu Onduparaka yasuubiza okusambira ttiimu n'amaanyi."
} | {
"en": "Uganda will hold a multi-party election.",
"lg": "Yasikayo ekipaketi kya sswiiti n'amugabira abaana."
} | {
"en": "He is not used to being alone.",
"lg": "\"Bwe twamala okusima ebinnya, twabiteekamu ensigo.\""
} |
{
"en": "Onduparaka’s new signing promised to play his best football for the club.",
"lg": "Nakyemalira y'ani?"
} | {
"en": "He pulled out a pack of sweets and distributed them among the children.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "How old are you?",
"lg": "Teyamanyiira kubeera yekka."
} |
{
"en": "Who is a dictator?",
"lg": "Abaagalana abo baayimba oluyimba olukwata ku mukwano omwaka oguwedde."
} | {
"en": "Our parents used to treat us equally.",
"lg": "Akaseera k'okusonda kabeerangayo buli lunaku oluvannyuma lw'okusaba."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Olina emyaka emeka?"
} |
{
"en": "That couple sang a song about love last year.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Fundraising sessions were held every day after prayers.",
"lg": "Abakozesa bawa abakozi baabwe ebintu ebibatangira."
} | {
"en": "The professor talked about women's dressing code during Ramadan.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "He killed a gorilla so that he could sell its meat.",
"lg": "Omusomesa yatugambye tuyimbe oluyimba."
} | {
"en": "The employers provide protective gears to their workers.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Some politicians represent personal interests.",
"lg": "Pulofeesa yayogera ku nnyambala y'abakazi mu budde bwa Alamanzaani."
} |
{
"en": "The teacher told us to sing a song.",
"lg": "Tetulina kusenga ku ttaka ly'amakuumiro g'ebisolo."
} | {
"en": "You should not serve cold food to your father.",
"lg": "Tajja kuwanika."
} | {
"en": "Eating foods with a lot of proteins can lead to obesity.",
"lg": "Bannabyabufuzi abamu bakiikirira byabwe ku bwabwe."
} |
{
"en": "We should not encroach on game reserve land.",
"lg": "Ebyafaayo byafunibwa okuva mu byawandiikibwa n'ewaterekebwa ebintu bya terefayina y'eggwanga ."
} | {
"en": "She will not give up.",
"lg": "Onjagazaaki?"
} | {
"en": "Lawyers support people and organizations with legal issues.",
"lg": "Okulya emmere erimu ennyo ekiriisa ekizimba omubiri kiyinza okkuviirako omugejjo."
} |
{
"en": "The history was obtained from the records and archives of the national television.",
"lg": "Ayogerwako yagobeddwa ku mulimu."
} | {
"en": "What do you want from me?",
"lg": "Ow'oluvannyuma yalinga abonyaabonya abayivu b'oku kitundu ne bannakibuga."
} | {
"en": "The race has been postponed because of the pandemic.",
"lg": "Bannamateeka bawa abantu n'ebitongole obuyambi obukwatagana n'ensonga z'amateeka."
} |
{
"en": "The victim was chased from her job.",
"lg": "Guno gwe mulundi gwe ogw'okubiri okulabikako mu kkooti?"
} | {
"en": "The latter had often mistreated the local elites and townspeople.",
"lg": "Wajja kubaawo okukomolebwa kw'abaami okw'obwereere mu ddwaliro ekkulu.."
} | {
"en": "Parents should support their children while in school.",
"lg": "Okuvuganya kwayongezeddwayo olw'ekirwadde bbunansi."
} |
{
"en": "Is this her second court appearance?",
"lg": "Bannabyabufuzi abamu tebatuukiriza bisuubozo bye baba bakoze nga banoonya akalulu."
} | {
"en": "There will be free circumcision for men in the main hospital.",
"lg": "Batera okusisinkana bakubaganya ebirowooza ku bibasoomooza."
} | {
"en": "The family suggested cooking little food to solve his overeating problem.",
"lg": "Abazadde balina okuyamba abaana baabwe nga bali mu ssomero."
} |
{
"en": "Some politicians do not keep the promises they make during campaigns.",
"lg": "Abakulembeze baabadde n'olukiiko ku wooteeri eyitibwa Sheraton mu Kampala."
} | {
"en": "They always meet to discuss their challenges.",
"lg": "Yakuba omutwe gwe ku lwazi."
} | {
"en": "Ugandans are dissatisfied about many taking part in the walk leading culprits of corruption.",
"lg": "Ab'omu maka baaleeta ekiteeso nti bafumbenga emmere ntono kibayambe okugonjoola ekizibu kye eky'okulya ekisukkiridde."
} |
{
"en": "The leaders had a meeting at Sheraton Kampala Hotel.",
"lg": "Nnyimba mu Kkanisa."
} | {
"en": "He hit his head on the rock.",
"lg": "Zi ssettendekero ziwa abayizi amasomo ag'enjawulo."
} | {
"en": "We need to end gender-based violence.",
"lg": "Bannayuganda si bamativu n'engeri abantu abangi gye beenyigiddemu mu kkubo eribatwala mu abo abeenyigira mu kulya enguzi."
} |
{
"en": "I sing in church.",
"lg": "Disitulikiti esobodde okufulumya buli kaseera ng'ewagira emirimu gyobulimi."
} | {
"en": "Universities offer a variety of courses for students.",
"lg": "Yagenze n'ekitabo kyange kye nkoleramu emirimu gy'awaka mu nsawo ye."
} | {
"en": "The project will be very expensive.",
"lg": "Tulina okukomya obutabanguko obuva ku kikula."
} |
{
"en": "The district has encouraged consistency by supporting farming activities.",
"lg": "Yakuba ekifaananyi ky'empala ku lupapula."
} | {
"en": "He went with my homework book in his bag.",
"lg": "Osaanidde okuzikyusa buli luvannyuma lwa myezi mukaaga bw'oba oyagala zisigale nga zikole bulungi."
} | {
"en": "Many people from different areas are sons and daughters to this orphanage.",
"lg": "Pulojekiti ejja kutwala ssente nnyingi."
} |
{
"en": "He drew a picture of an antelope on a piece of paper.",
"lg": "Tebaagoberera mitendera mitongole nga basaba emirimu."
} | {
"en": "You should replace them every six months for optimum performance.",
"lg": "Bbanka ezisinga obungi mu Uganda za bagwira."
} | {
"en": "Her team has carried out 47 liver transplants in Mulago.",
"lg": "Abantu bangi okuva mu bitundu ebyenjawulo bakuzibwa mu maka g'abaana abatalina mwasiriza."
} |
{
"en": "They did not follow the formal process while applying for jobs.",
"lg": "Omukuumi w'obudde agenda kukuba ekide."
} | {
"en": "Most banks in Uganda are owned by foreigners.",
"lg": "Viza yange eya Amerika ekakasiddwa."
} | {
"en": "Football is our school's main sports activity.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The timekeeper is going to ring the bell.",
"lg": "Amazina g'ekinnansi gaalimu okubuukabuuka kungi."
} | {
"en": "My United States visa has been approved.",
"lg": "Akabenje kaabadddewo kumakya g'olwokuna kkiromita ntono nnyo okuva ku lutindo lw'e Pakwach mu Terekot."
} | {
"en": "The cashier never expected me to count the money with my head.",
"lg": "Okusamba omupiira gwe muzannyo gw'essomero lyaffe omukulu."
} |
{
"en": "The traditional dance involved a lot of jumping.",
"lg": "Yanywa eccupa y'amazzi yonna."
} | {
"en": "The accident happened on Thursday morning a few kilometers from Pakwach bridge in Terekot.",
"lg": "Nalaba akalango k'emirimu mu mpapula z'amawulire."
} | {
"en": "My parents promised to get me a wife when I grow old.",
"lg": "Omubalansimbi yali tansuubira kubala ssente na mutwe gwange."
} |
{
"en": "He drank the whole bottle of water.",
"lg": "Endwadde z'amawuggwe zisaanidde okuzuulwa nga bukyali."
} | {
"en": "I saw a job advert in the newspaper.",
"lg": "Ebintu ebigasiza awamu abantu ebirungi bijja kuzzaamu abantu amaanyi okukola emirimu gy'obusuubuzi."
} | {
"en": "He collected firewood from the bush.",
"lg": "Bazadde bange bansuubiza okunfunira omukyala nga nkuze."
} |
{
"en": "Lung diseases need to be detected early.",
"lg": "Azannya n'abaana ab'empisa embi ku ssomero."
} | {
"en": "Good infrastructure will encourage people to engage in business activities.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "People should cooperate with the medical teams.",
"lg": "Yasennya enku okuva mu nsiko."
} |
{
"en": "He plays with bad-mannered kids at school.",
"lg": "Mpa ekitiibwa obuwangwa bwa buli muntu."
} | {
"en": "That lift has a capacity of five people.",
"lg": "Amaka mw'ava mayimbi."
} | {
"en": "He was a member of parliament for the last five years.",
"lg": "Abantu balina okukolagana ne ttiimu y'abasawo."
} |
{
"en": "I respect everyone's culture.",
"lg": "Olusozi lwa Elgon lusangibwa ku nsalo ya Uganda ne Kenya."
} | {
"en": "She comes from a musical family.",
"lg": "Ebyemizannyo biwadde abantu abamu emirimu."
} | {
"en": "He made losses from his agricultural products.",
"lg": "Yali mubaka wa paalimenti okumala emyaka etaano egiyise."
} |
{
"en": "Mountain Elgon is located on the border of Uganda and Kenya.",
"lg": "\"Maama bwe yeeyongera okukaddiwa, yakootakoota.\""
} | {
"en": "Sports has provided employment opportunities to some people.",
"lg": "Akawuka kaakakasibwa okutuuka mu Uganda mu Gwokusatu."
} | {
"en": "Antenatal care is important to both mother and the unborn baby.",
"lg": "Yafiirizibwa mu birime bye."
} |
{
"en": "\"When mother grew older, her back bent.\"",
"lg": "Kirowoozo kirungi okukubiriza abayizi okusoma ku lwabwe."
} | {
"en": "The virus was confirmed to have reached Uganda in March.",
"lg": "Abayizi baazina wamu n'okuyimbira abagenyi baffe."
} | {
"en": "He hasn’t talked to me in three days.",
"lg": "Obujjanjabi bw'omukyala ali olubuto buyambamaama n'omwana atannazaalibwa."
} |
{
"en": "It is a good idea to encourage students to read on their own.",
"lg": "Omwana yamwenya nga mmusitudde."
} | {
"en": "Students danced and sang for our guests.",
"lg": "Abasawo abakyala ebiseera ebimu bakwatibwa bubi abasawo abaami abatalina bukugu."
} | {
"en": "The community should be involved in district demarcation.",
"lg": "Amaze ennaku ssatu nga tayogera nange."
} |
{
"en": "The baby smiled when I carried her.",
"lg": "Tunaaba engalo zaffe ne ssabbuuni kubanga ayamba okutta obuwuka."
} | {
"en": "Female doctors are sometimes poorly handled by unprofessional male doctors.",
"lg": "Yafudde mangu."
} | {
"en": "They invaded from the eastern side of the country.",
"lg": "Abantu b'ekitundu balina okubeeramu mu kukola ensalo za disitulikiti."
} |
{
"en": "We wash our hands with soap because it helps kill germs.",
"lg": "Ebitongole eby'enjawulo bivujjiridde okuzimba enguudo mu kitundu ekyo."
} | {
"en": "His death occurred suddenly.",
"lg": "Eddwadde ezimu zeetaga abantu okubeera abeegendereza ennyo okuzisimattuka."
} | {
"en": "My grandmother asked me to read the letter to her.",
"lg": "Zaalumbye okuva mu buvanjuba bw'eggwanga."
} |
{
"en": "Various organizations have funded the construction of roads in that region.",
"lg": "Ppamba yakolanga ebitundu abiri mu bitaano ku kikumi ku birime ebyatundibwanga ebweru w'eggwanga."
} | {
"en": "Some diseases need people to be very careful to survive them.",
"lg": "Yafulumya obubaka olw'okuba yali nabwo."
} | {
"en": "Natural calamities have caused deaths all over the world.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Cotton contributed twenty-five percent of the total agricultural exports.",
"lg": "Ebivaavava ebya kiragala birungi eri omubiri."
} | {
"en": "He published the information simply because he had it.",
"lg": "Twasika embaawo okutuusa ng'emisumaali givuddeyo mu kisenge."
} | {
"en": "I was given the International Press Freedom Award by the Committee to Protect Journalists.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Green vegetables are good for the body.",
"lg": "Okubaawo kw'amagye mu kitundu kyonna kya mugaso ki?"
} | {
"en": "We pulled the wood until the nails came out of the wall.",
"lg": "Abavubuka bakomawo ewaka kikeerezi olw'okunywa mwenge."
} | {
"en": "How did you meet your loving partner?",
"lg": "Akakiiko Akavunaanyizibwa Okukuuma Bannamawulire kampa Engule y'Eddeme ly'Amawulire ey'Ensi yonna."
} |
{
"en": "Of what impact is the presence of the army in a given area?",
"lg": "Nnyina alina emidaala ebiri mu katale k'ekyalo."
} | {
"en": "The youth come home late because of alcohol consumption.",
"lg": "Ssikkiririza mu birooto."
} | {
"en": "The biology teacher holds practical lessons after each theory lesson.",
"lg": "Omwagalwa wo wamusisinkana otya?"
} |
{
"en": "His mother owns two stalls at the community market.",
"lg": "Erinnya lyo ggwe ani?"
} | {
"en": "I don’t believe in dreams.",
"lg": "Abafirika bateekeddwa okugonjoola ebizibu byabwe awatali kuyingirirwa mawanga ga bazungu."
} | {
"en": "The churches were reopened after the additional sixty days of lockdown.",
"lg": "Omusomesa wa kayigabulamu (biology) abeera n'amasomo g'obwoleke buli luvannyuma lw'essomo ly'obuwandiike."
} |
{
"en": "What is your name?",
"lg": "Equatorial Guinea ne Gabon ze zaakyaza empaka z'emizannyo."
} | {
"en": "Africans should solve their problems without interference from western countries.",
"lg": "Omukulu w'essomero yali tamanyi ku kya bayizi kwetundako bintu byabwe."
} | {
"en": "How can we diversify the economy of Uganda?",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Equatorial Guinea and Gabon co-hosted the tournament.",
"lg": "Abantu balina okubeera ababuufu kubanga okusaasaana kw'akawuka kutandikira ku bo."
} | {
"en": "The headmaster was not aware of students selling their personal property.",
"lg": "Tulina ebibira ebiyimiriddewo ku nkuba mu Uganda."
} | {
"en": "Some problems can be solved in different ways.",
"lg": "Tusobola tutya okubanga nga ebyenfuna bya Uganda byesigambye ku bintu eby'enjawulo?"
} |
{
"en": "People should be cognizant because the spread of the virus starts with them.",
"lg": "Eddwaliro teririna bikozesebwa byetaagisa."
} | {
"en": "We have rain forests in Uganda.",
"lg": "Abantu baluvu."
} | {
"en": "The clergy refused to pray for him before he was laid to rest.",
"lg": "Ebizibu ebimu bisobola okugonjoolwa mu ngeri ez'enjawulo."
} |
{
"en": "The hospital lacks the necessary tools.",
"lg": "Ebitundu mubiyamba mutya okweyimirizaawo?"
} | {
"en": "People are greedy.",
"lg": "Amagye ga Uganda geenyigira mu lutalo olw'okubiri n'eggwanga lya Kkongo."
} | {
"en": "Koboko Town college beat four other schools in the area.",
"lg": "Bannaddiini baagaana okumusabira nga tannatwalibwa magombe."
} |
{
"en": "How do you empower communities?",
"lg": "Pulezidenti yasabibwa ayongezeeyo okulonda mu kiseera ky nawookeera w'ekirwadde."
} | {
"en": "The Ugandan Army was involved in the second war with the Republic of Congo.",
"lg": "Yaddamu okukola ku kirabo ky'emmere."
} | {
"en": "He urged Ugandans to make their products rather than importing.",
"lg": "Essomero lya Koboko Town lyawangula amasomero amalala ana mu kitundu."
} |
{
"en": "The President was asked to postpone the elections during the pandemic.",
"lg": "Omuliraano gwakola ekibinja eky'okulawuna mu budde obw'ekiro okukuuma ekitundu kyabwe."
} | {
"en": "She resumed her work at the restaurant.",
"lg": "Mmeze ekirevu!"
} | {
"en": "Improvement of people's lives should be a priority for this new program.",
"lg": "Yakubirizza Bannayuganda okwekolera ebintu byabwe okusinga okubiggya ebweru w'eggwanga."
} |
{
"en": "The neighborhood formed a night watch team to protect its community.",
"lg": "Taata wange yaweebwa ente ennume ennene."
} | {
"en": "I have grown a beard!",
"lg": "Omulwadde omupya azuuliddwamu kolona wa myaka emeka?"
} | {
"en": "Teachers salaries have been increased.",
"lg": "Okutumbula embeera y'obulamu bw'abantu kirina okubeera ku mwanjo mu nteekateeka eno empya."
} |
{
"en": "My father was given a big bull.",
"lg": "Baayitiddwa bannyonnyole ebifa ku nkulaakulana empya."
} | {
"en": "How old is the new patient identified with coronavirus ?",
"lg": "Bammemba tebannakkaanyiza ddala ku kyakukola."
} | {
"en": "Whoever bought a ticket to the movie was given a free drink at the entrance.",
"lg": "Emisaala gy'abasomesa gy'ongezeddwa."
} |
{
"en": "They were called to explain the new developments.",
"lg": "Abantu b'omu kitundu baasaba ababaka ba gavumenti okukyalira ebitundu ebyakosebwa amataba."
} | {
"en": "The members have not fully agreed on what action to take.",
"lg": "Poliisi yakkiriza okuwa abasomesa obukuumi."
} | {
"en": "It is recommended to breastfeed a newborn for the first six months.",
"lg": "Buli eyagula tikiti y'okulaba ffirimu yaweebwa ekyokunywa eky'obwereere ku mulyango."
} |
{
"en": "The locals requested the government representatives to visit the area that was affected by the flood.",
"lg": "Mwesiga kubanga ayogera amazima bulijjo."
} | {
"en": "The police agreed to provide security to the teachers.",
"lg": "Abaana baasula mu maka ga jjajja."
} | {
"en": "He works every day except Sunday.",
"lg": "Kiba kirungi okuyonsa omwana okumala emyezi mukaaga egisooka."
} |
{
"en": "I trust her because she always tells the truth.",
"lg": "Kkampuni eyo ekola envinnyo ewooma."
} | {
"en": "The children slept over at grandmother's home.",
"lg": "Ababbi badduka nga bawulidde obugombe bw'emmotoka za poliisi."
} | {
"en": "How many political parties are in Uganda?",
"lg": "Akola buli lunaku okuggyako ku Ssande."
} |
{
"en": "That company manufactures delicious wine.",
"lg": "Emmere eyamba abaana okukula."
} | {
"en": "The thieves ran away on hearing the police car sirens.",
"lg": "Kkampuni ekola ku kwemulugunya kwa ba kasitooma okusobola okubaweereza obulungi."
} | {
"en": "It is not liable to pay stamp duty in Uganda.",
"lg": "Uganda erimu ebibiina byobufuzi bimeka?"
} |
{
"en": "Food helps children to grow.",
"lg": "Kibonerezo ki eky'okugulirira oluzannya."
} | {
"en": "The company is acting on customer complaints to deliver services better.",
"lg": "Omulwadde alina okutwalibwa mu ddwaliro erisingako."
} | {
"en": "What makes us yawn?",
"lg": "Mu Uganda tebatera kusasula musolo ku bintu gamba ng'ettaka n'amayumba."
} |
{
"en": "What is the punishment for match-fixing?",
"lg": "\"Ffe aba bizineesi ez'obwa nnannyini, tukola kyonna ekisoboka okulongoosa entambula wakati wa Kampala n'omwalo gw'e Mombasa.\""
} | {
"en": "The patient should be taken to a better hospital.",
"lg": "Abakulembeze b'ennono balemeddwa okukwatagana."
} | {
"en": "Government should provide resources to the refugees.",
"lg": "Kiki ekituleetera okwayuuya?"
} |
{
"en": "\"Like the private sector, we are doing everything to improve the connection of Kampala to the port of Mombasa.\"",
"lg": "Abaana abamu mu disitulikiti bakonzibye."
} | {
"en": "Cultural leaders have failed to cooperate.",
"lg": "Obuwoowo obumu bumutabangula."
} | {
"en": "All schools were registered for the national sports competition.",
"lg": "Gavumenti erina okuwa abanoonyiboobubudamu ebikozesebwa."
} |
{
"en": "Some children in the district are malnourished.",
"lg": "Waaliwo muttabuwuka mu ngalo ku mmeeza zonna ku kabaga."
} | {
"en": "She is allergic to certain smells.",
"lg": "Abalwanyi oluusi baalondebwanga okuduumira ebikwekweto by'amagye eby'ekikugu."
} | {
"en": "\"Yesterday, youth leaders received awards for good governance.\"",
"lg": "Amasomero gonna gewandiisa mu mpaka z'emizannyo egy'eggwanga."
} |
{
"en": "There were hand sanitizers on all tables at the party.",
"lg": "Abaagalana abo baayita abantu kkumi bokka ku mukolo gwabwe ogw'embaga."
} | {
"en": "The fighters were often selected for dangerous commando operations.",
"lg": "Pulojekiti etuuka ku buwanguzi singa ebeera emaliriziddwa."
} | {
"en": "The trees illegally cut are exported outside the country.",
"lg": "\"Eggulo, abakulembeze b'abavubuka baasiimiddwa lwa kukulembera bulungi.\""
} |
{
"en": "That couple invited only ten people to their wedding ceremony.",
"lg": "Enkaayana z'ebyettaka zirimu musigansimbi."
} | {
"en": "A project is only accomplished if completed.",
"lg": "Abavubuka abalala beegatta ku ttiimu eyali mu Uganda."
} | {
"en": "The funds will be used to improve service delivery.",
"lg": "Emiti egisalibwa mu bumenyi bw'amateeka gitundibwa bweru wa ggwanga."
} |
{
"en": "The land dispute involves an investor.",
"lg": "Abalimi bangi nnyo okwetooloola eggwanga bajja kweyongera okufuna empeereza ennungi."
} | {
"en": "More young people joined the team in Uganda.",
"lg": "Muganda wange mulwadde nnyo."
} | {
"en": "The extension of electricity coverage to rural areas will enable local businesses to operate more efficiently.",
"lg": "Obuyambi bujja kweyambisibwa okutumbula obuweereza."
} |
{
"en": "More and more farmers will acquire better and improved services throughout the country.",
"lg": "Abakozi ba gavumenti abaabulankanya ensimbi si baakusasulwa okumala emyezi ebiri okusobola okuzzaawo ensimbi ezo."
} | {
"en": "My brother is very sick.",
"lg": "Bye yayogera nawulira nga binyiiza nnyo."
} | {
"en": "We are required to pay at least two million Ugandan shillings.",
"lg": "Okusembeza amasannyalaze mu bitundu by'omu byalo kijja kusobozesa bizinensi z'oku bitundu okukola obulungi."
} |
{
"en": "Civil servants who misused funds are not to be paid for the two months in an attempt to fix their problem.",
"lg": "Abantu abapya baasengukidde mu nnyumba eriraanye eyaffe."
} | {
"en": "I found her remarks deeply offensive.",
"lg": "Tulina okuvunaanyizibwa ku nsimbi zonna ze twakozesa."
} | {
"en": "Frontline health workers' salaries should be tripled.",
"lg": "Batwetaaza okusasula waakiri obukadde bubiri obwa ssente za Ugandan."
} |
{
"en": "A new family just moved into the house next to ours.",
"lg": "Taata wange yasiibuddwa okuva mu ddwaliro ."
} | {
"en": "We have to be accountable for all the money we used.",
"lg": "Oboolyawo yalowooza nti tewali balabe."
} | {
"en": "A man will introduce you to his family if he wants to marry you.",
"lg": "Omusaala gw'abasawo abali ku mwanjo gulina okukubisibwamu emirundi esatu."
} |
{
"en": "My father was discharged from hospital.",
"lg": "Eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti ow'oludda oluvuganya alina abawagizi abavubuka bangi."
} | {
"en": "\"Perhaps, she thought there are no criminals.\"",
"lg": "\"Bwe yalemererwa okusasula ez'obupangisa, yagenda mu kyalo.\""
} | {
"en": "\"Every day, the plants grow taller and taller.\"",
"lg": "Omusajja bw'aba ayagala okukuwasa akwanjula eri famire ye."
} |
{
"en": "The opposition presidential candidate has many young supporters.",
"lg": "Eggwanga eryo lirimu abantu obukadde kkumi na bubiri."
} | {
"en": "\"After failing to pay rent, he moved to the village.\"",
"lg": "Abalunzi abamu baagenda mu nsi eziriraanyeewo."
} | {
"en": "Where was he while all this was happening?",
"lg": "\"\"\"Buli lunaku, ebimera byeyongera okuwanvuwa.\""
} |
{
"en": "That country has a population of twelve million people.",
"lg": "Yafuna ssikaala okusomera mu Amerika."
} | {
"en": "Some heldsmen flew to the nearest countries.",
"lg": "Yalemerako n'addayo mu bbaala."
} | {
"en": "We were served fine food and drinks at the party.",
"lg": "Yabadde wa nga bino byonna bigwawo?"
} |
{
"en": "He got a scholarship to study in America.",
"lg": "Essomero lyawa abayizi abeeyisa obulungi ebirabo."
} | {
"en": "He insisted and went back to the bar.",
"lg": "Ensonga y'okuyingiza n'okukuzibwa mu magye yaliko akabuuza mu kiseera ekyo."
} | {
"en": "There have been unlimited cases of power outages in West Nile.",
"lg": "Twagabulwa emmere ennungi n'ebyokunywa ku kabaga."
} |
{
"en": "The school rewarded the students for their good deeds.",
"lg": "Ekirwadde bbunansi kyaleetawo okutaataaganyizibwa mu mirimu gya bizinensi nnyingi."
} | {
"en": "The issue of recruitment to and promotion within the army was contentious at the time.",
"lg": "Mutumye mu katale."
} | {
"en": "She got married to her longtime boyfriend last week.",
"lg": "Wabaddewo embeera y'okuvaako kw'amasannyalaze mu West Nile."
} |
{
"en": "The pandemic caused disruption to many business activities.",
"lg": "Abantu tebeesiga biva mu ku kebera kw'akawuka ka kolona okuva mu kakiiko akadduukirize."
} | {
"en": "I have sent her to the market.",
"lg": "Yaziikibwa mu bitiibwa by'eggwanga era ne pulezidenti yaliwo."
} | {
"en": "The region has only one health centre.",
"lg": "Yafumbirwa omulenzi we gw'awangadde naye wiiki ewedde."
} |
{
"en": "People do not trust the coronavirus results from the task force.",
"lg": "Abakazi abamu bakuba babbaabwe awaka."
} | {
"en": "He was given a state funeral which was attended by the president.",
"lg": "Abasuubuzi abamu abakolera ku nguudo tebasobola kusasulira midaala mu katale."
} | {
"en": "A student council will meet the committee to discuss ways to prevent the abuses.",
"lg": "Ekitundu kirina eddwaliro limu lyokka."
} |
{
"en": "Some women beat up their husbands at home.",
"lg": "Ettaka ly'omu kyalo kyaffe ggimu nnyo."
} | {
"en": "Some street vendors can’t afford to pay for the market stalls.",
"lg": "Engalo ze yazisiimuula ku mpale ye."
} | {
"en": "We enjoyed ourselves during the holidays.",
"lg": "Olukiiko lw'abayizi olukulembeze lujja kusisinkana olukiiko okukubaganya ebirowoozo ku ngeri y'okwewala ebikolwa ebibi."
} |
{
"en": "The soil in our village is very fertile.",
"lg": "Abaasaba sikaala nga bava mu maka agalinawo tebaabawa."
} | {
"en": "He wiped his hands on the sides of his trousers.",
"lg": "Ekibiina kya National Resistance Movement kirina obukuubagano obwomunda."
} | {
"en": "Who is the head of security in Uganda?",
"lg": "Twanyumirwa nga tuli mu luwummula."
} |
{
"en": "Applicants from better financial backgrounds were not given scholarships.",
"lg": "Ebisale byo bisasule mu budde."
} | {
"en": "The national resistance movement has internal conflicts.",
"lg": "Ebirime ebimu tebikula bulungi mu bitundu ebirimu enjazi."
} | {
"en": "The plan for constructing the bridge has been drawn.",
"lg": "Ani akulira ebyokwerinda mu Uganda?"
} |
{
"en": "Pay your bills on time.",
"lg": "Tunaagattawo tutya ku masomo ge twasubwa?"
} | {
"en": "Some crops don't grow well in rocky areas.",
"lg": "Bizinensi mmeka z'otandiseewo omwaka guno?"
} | {
"en": "Citizens have come out to donate money and other products to the coronavirus taskforce.",
"lg": "Enteekateeka y'okuzimba olutindo ekubiddwa."
} |
{
"en": "How will we make up for the lessons we missed?",
"lg": "Tannawaayo alipoota ye eya buli mwezi eri maneja."
} | {
"en": "How many businesses have you initiated this year?",
"lg": "Bantu bameka abaali mu lukungaana."
} | {
"en": "Communication between the allies was hindered by language barriers.",
"lg": "Abatuuze bavuddeyo okuwayo ssente n'ebintu ebirala eri akakiiko akadduukirize k'okulwanyisa akawuka ka kolona."
} |
{
"en": "She has not yet submitted her monthly report to the manager.",
"lg": "Abavubuka balina okwenyigira mu mirimu gy'ebitundu n'egy'obwannakyewa."
} | {
"en": "How many people attended the meeting?",
"lg": "nan"
} | {
"en": "\"Accessibility controls, space for passengers, luggage, the design in and out were on point.\"",
"lg": "Empuliziganya wakati w'ab'omukago yali ekugirwa obutakwatagana mu nnimi."
} |
{
"en": "Youths should engage in community and voluntary work.",
"lg": "Buli mulimi alina engeri ye gy'aterekamu by'akungudde."
} | {
"en": "Natural ventilation helps people to breathe fresh air.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Trees help to preserve nature.",
"lg": "\"Obwangu okuvugibwa, ekifo awatuula abasaabaze, emigugu, empunda munda ne ku ngulu byonna byakolebwa bulungi.\""
} |
{
"en": "Every farmer has his/her ways of storing the harvest.",
"lg": "Omugonjo omunene guloberwako akasikiriza ebyennyanja."
} | {
"en": "The hospital has specific visiting hours.",
"lg": "Nsalessale bamwongezzaako olunaku lulamba."
} | {
"en": "They are giving food relief to all citizens.",
"lg": "Emiti giyamba okukuuma obutonde."
} |
{
"en": "Its main line is baited with a fish lure.",
"lg": "Maama asobola okukola ebintu ebirala ng'omwana yeebase."
} | {
"en": "They have extended the deadline by twenty-four hours.",
"lg": "Omwana ono agenda kuweza emyaka mukaaga enkya."
} | {
"en": "You can address your issue through the suggestion box.",
"lg": "Bawa abatuuze bonna obuyambi bw'emmere."
} |
{
"en": "My mother is able to do other things when the baby has gone to sleep.",
"lg": "Sirabanga ku muntu akubiddwa laddu."
} | {
"en": "This baby is making six years tomorrow.",
"lg": "Bizinensi ezimu zeetaaga obudde bungi nnyo okuzikola."
} | {
"en": "She regretted getting married at a very young age.",
"lg": "Osobola okuwa endowooza yo ng'oyita mu kasanduuko akatekebwamu ebirowoozo."
} |
{
"en": "I have never seen someone struck by lightning.",
"lg": "Abaana abato bokka be baagemeddwa."
} | {
"en": "Some businesses require a lot of time to operate.",
"lg": "Amalwaliro agamu tegalina bisenge bimala okuteekamu abalwadde."
} | {
"en": "Health centres provide health services to all kinds of people.",
"lg": "Yejjusa okufumbirwa ku myaka emito ennyo."
} |
{
"en": "Only infants were immunised.",
"lg": "Mutabani we yagudde okuva ku muti enkya ya leero."
} | {
"en": "Some hospitals do not have enough facilities to accommodate patients.",
"lg": "Ttiimu y'ekyalo kyaffe ey'abakyala ey'omupiira gw'ebigere yeetaba mu mpaka z'omwaka guno eza disitulikiti."
} | {
"en": "The old woman is eighty years of age.",
"lg": "Amalwaliro gawa obujjanjabi eri buli kika ky'abantu."
} |
{
"en": "Her son fell from a tree today morning.",
"lg": "Amateeka galina okugobererwa."
} | {
"en": "Our village's women's football team participated in this year's district tournament.",
"lg": "Omuwendo gw'abaaliko abajaasi oguwerera ddala gwakwatibwa nga bateeberezebwa okubeera n'ebyokulwanyisa."
} | {
"en": "The police force occasionally trains its workers to improve their skills.",
"lg": "Omukazi omukadde alina emyaka kinaana egy'obukulu."
} |
{
"en": "Rules must be followed.",
"lg": "Omwami wo aliwa?"
} | {
"en": "A growing number of ex-soldiers were also arrested on suspicions of weapon ownership.",
"lg": "Nabeeranga mu nnimiro ye nga nnima n'okukoola kasooli."
} | {
"en": "The engineer didn't supervise the construction of the apartment building.",
"lg": "Ekitongole kya poliisi kitera okutendeka abakozi baakyo buli luvannyuma lw'ebbanga okutumbula ku bukugu bwabwe."
} |
{
"en": "Where is your husband?",
"lg": "Abavubuka be basinga obungi mu bantu bonna abali mu Uganda."
} | {
"en": "I was often in his garden digging and weeding maize.",
"lg": "Bbanka nneetegefu okukuwola ssente endala!"
} | {
"en": "That hospital has run out of face masks for doctors.",
"lg": "Yinginiya teyalabirira mulimu gw'okuzimba ebizimbe."
} |
{
"en": "A bigger proportion of Uganda's population is youths.",
"lg": "Kulembezanga katonda mu buli ky'okola."
} | {
"en": "The bank is willing to lend you more money!",
"lg": "Bandabula ku nsonga z'essomero."
} | {
"en": "He takes photographs of the fans' reactions during football matches.",
"lg": "Eddwaliro eryo terikyalina bukookolo bwa basawo."
} |
{
"en": "Put God first in whatever you do.",
"lg": "Ebitundu asatu ku kikumi eby'abakazi abafumbo balina enkola y'okwegema okuzaala gye bakozesa."
} | {
"en": "They warned me about the school matters.",
"lg": "Akola nga yinginiya w'amasannyalaze mu kkampuni eyo."
} | {
"en": "The mean age of fishers is twenty-nine years with thirty years of age.",
"lg": "Akuba ebifaananyi by'enneeyisa y'abawagizi mu mizannyo gy'omupiira gw'ebigere."
} |
{
"en": "Thirty percent of Ugandan married women use some method of contraception.",
"lg": "Lwaki tebeeyogeredde?"
} | {
"en": "He works as an electrical engineer in that company.",
"lg": "Ebbula ly'amazzi agamala liremesezza obulunzi bw'ente mu bitundu bya Uganda ebimu."
} | {
"en": "They should continue to operate as long as they are not in food markets.",
"lg": "Abavubi bali wakati w'emyaka abiri mu mwenda n'asatu egy'obukulu."
} |
{
"en": "Why didn't they speak for themselves?",
"lg": "Ensalo yaggalwa olw'obutategeeragana wakati w'amawanga gombi."
} | {
"en": "The lack of enough water has discouraged cattle keeping in some areas of Uganda.",
"lg": "Ateeberezebwa okuba nga yabba ssente mu gavumenti."
} | {
"en": "She invited her grandmother to live with her in the house.",
"lg": "Basaana bagende mu maaso n'okukola kasita kiba nti tebali mu butale bwa mmere."
} |
{
"en": "The border was closed due to misunderstandings between the two countries.",
"lg": "Twasuubira okulaba omupiira oguzannyibwa abatiini b'oku muliraano abalina ebitone."
} | {
"en": "He is suspected to have stolen money from the government.",
"lg": "Abasirikale baali bateeberezebwa okubeera nga bazze ku puloojekiti ya byabulimi we baatuukira mu Uganda."
} | {
"en": "Health care in the Northern region has improved compared to previous years.",
"lg": "Yayita jjajjaawe omukazi okujja abeere naye mu nju."
} |
{
"en": "We hoped to watch football played by talented teenagers from our neighbourhood.",
"lg": "Omukolo ogwo gwe gwatongoza ekibiina ekopya."
} | {
"en": "The soldiers were assumed to be in an agricultural project upon arriving in Uganda.",
"lg": "Abakungu ab'oku ntikko baayongeza omuwendo okwezza obuyambi."
} | {
"en": "The hawker sells apples only.",
"lg": "Ebyobulamu mu kitundu ky'obukiikakkono birongoose okusinga bwe byali emyaka egiyise."
} |
{
"en": "The occasion was the formal start of the new party.",
"lg": "Kitaawe yali muddusi mu kiseera we yabeerera mu magye."
} | {
"en": "Senior officials exaggerated the numbers to mismanage funds.",
"lg": "Omuwendo gw'abayizi abawanduka mu ssomero gweyongedde."
} | {
"en": "The taste of wine was awesome.",
"lg": "Omutembeeyi atunda apo zokka."
} |
{
"en": "His father was an athlete during his time in the army.",
"lg": "Abantu bakkirizibwa okwetaba mu kulonda kwa bonna."
} | {
"en": "There is increase in school dropouts nowadays.",
"lg": "Abaana beetaaga okwagalana."
} | {
"en": "The wind blew the locusts towards our farm.",
"lg": "Envinnyo yali ewooma nnyo."
} |
{
"en": "The public is allowed to participate in general country elections.",
"lg": "Abaana abali mu myaka egivubuka balina okusomesebwa ku ngeri z'okwetangira embuto okusobola okufuna obubaka okukola okusalawo okulungi."
} | {
"en": "Children need to love one another.",
"lg": "Amalwaliro gaali tegasobola kuggalwawo mu muggalo okusobola okujjanjaba abalwadde abeetaaga obujjanjabi obw'amangu."
} | {
"en": "The doctor assured the public that the beds will be enough for all the patients.",
"lg": "Empewo yafuuwa enzige n'ezizza mu faamu yaffe."
} |
{
"en": "Adolescents should learn about contraception so as to have information to make healthy decisions.",
"lg": "Obugwanjuba bwa Uganda nabwo bwanjudde omuwendo gw'abalwadde ba ssenyiga omukambwe."
} | {
"en": "Hospitals could not be closed during lockdown to treat health emergencies.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "We all need to donate to health camp activities.",
"lg": "Ddokita yakakasa abantu nti ebitanda bijja kumala abalwadde bonna."
} |
{
"en": "Eastern Uganda has also presented a number of COVID-19 case.",
"lg": "Abasajja balina okulabirira amaka gaabwe."
} | {
"en": "\"Upon completing her education, Jennifer initially began working as a teacher.\"",
"lg": "Kisigala nga tekitegeerekeka ddi obukulembeze buno obw'ekiseera lwe bulikoma."
} | {
"en": "Chronic back pain is very common among elderly people.",
"lg": "Ffenna kitwetaagisa okubaako kye tuwaayo mu nsiisira z'ebyobulamu."
} |
{
"en": "Men must provide for their homes.",
"lg": "Ennyonyi eyasooka yagulibwa okuva mu Kanada."
} | {
"en": "It remains unclear when this provisional administration will end.",
"lg": "Abaana abatalina waka we babeera batera kuyitibwa baana b'oku nguudo."
} | {
"en": "Technology has simplified and eased life.",
"lg": "Abakaddiye batera okulumwa omugongo."
} |
{
"en": "The first aircraft was procured from Canada.",
"lg": "Bemanya yali avunaanibwa okugaana Anite ne Kasajja okufuna ebiwandiiko bya kkampuni eby'ensimbi."
} | {
"en": "Homeless children are often called street children.",
"lg": "Olina ebyavudde mu kulonda?"
} | {
"en": "He sent me the money a day later.",
"lg": "Tekinologiya agonzezza obulamu."
} |
{
"en": "Bemanya was accused of blocking Anite and Kasaija from accessing the company's financial records",
"lg": "Abakungu ba disitulikiti balina okugonza mu engeri abantu gye bafunamu amazzi."
} | {
"en": "Do you have the election results?",
"lg": "Mutabani wange nnamugulidde ekitabo ky'engero."
} | {
"en": "The government has involved various partners to provide support to the refugees.",
"lg": "Ssente yazimpeereza nga wayiseewo olunaku lumu."
} |
{
"en": "The district officials have to simplify water accessibility for the people.",
"lg": "Buli ggwanga lirina emikolo gyalyo egy'obuwangwa."
} | {
"en": "I bought my son a storybook.",
"lg": "Abazadde abamu tebatwala baana ku ssomero olw'obuwanguzi bw'abasajja abasuubuzi abataasoma."
} | {
"en": "You must pay me all the money I lent you.",
"lg": "Gavumenti etuukiridde bannamikago ab'enjawulo okusobola okuyamba abanoonyiboobubudamu."
} |
{
"en": "Every culture has its own cultural rituals.",
"lg": "Teyalabikako ku mbaga ye omwaka oguwedde."
} | {
"en": "Successful illiterate businessmen are the reasons why some parents don't take children to school.",
"lg": "Balina okufuna obusiimo olw'okubeera ku daala erya waggulu."
} | {
"en": "Any power struggle can cause displacement of innocent Ugandans.",
"lg": "Oteekwa okunsasula ssente zonna ze nakuwola."
} |
{
"en": "He did not show up to his wedding last year.",
"lg": "Abaana abawere beetaaga amabeere okumala emyezi omukaaga egisooka."
} | {
"en": "They should receive rewards for a higher ranking.",
"lg": "Bannabyabufuzi baagala ebitongole ebikola emirimu ku lw'abantu oba ku lw'ebitongole ebirala binoonyerezebweko."
} | {
"en": "The committee examined the audited accounts of the company.",
"lg": "Okulwanira obuyinza kwonna kuyinza okuviirako okusenguka kwa bannayuganda abatalina musango."
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.