test
dict
train
dict
val
dict
{ "en": "What spreads malaria?", "lg": "Afereddwa obukadde bwa siringi za Uganda kkumi amakya ga leero." }
{ "en": "He bought that art piece for five million Uganda shillings.", "lg": "Kiki ekyakutuukako omwaka oguwedde?" }
{ "en": "The general public must follow the coronavirus health guidelines set by the government.", "lg": "Omutwe gunnuma." }
{ "en": "She was conned ten million Ugandan shillings this morning.", "lg": "Abagenyi abasukka enkumi ebbiri omwaka bakyalira Bamburi Haller Park." }
{ "en": "What happened to you last year?", "lg": "Naakalaba ebiteeteeyi by'obugole ebisinga obulungi mu Kampala ku dduuka erimu." }
{ "en": "Ugandan businessmen should think of exporting beef to South Sudan", "lg": "Abantu bonna balina okugoberera obulagirizi obukwata ku kwetangira ekirwadde kya korona obwateekebwawo gavumenti." }
{ "en": "Over two hundred thousand visitors a year visit Bamburi Haller Park.", "lg": "Omulenzi we yamuwa ebimuli bya looza ku lunaku lw'abaagalana." }
{ "en": "I have just seen the best bridal dresses in Kampala at a certain shop.", "lg": "Buli lunaku nnina okugenda okukola." }
{ "en": "He made several losses in his business this year.", "lg": "Abasuubuzi bannayuganda balina okulowooza ku kutunda ennyama y'ente e South Sudan." }
{ "en": "Her boyfriend gave her rose flowers on valentine's day.", "lg": "Ekitongole bulijjo kifuna abakozi abalungi okuva mu kitundu ekyo." }
{ "en": "I must go to work every day.", "lg": "Bakazi be bonna bamussaamu ekitiibwa." }
{ "en": "My father drives the army tanks.", "lg": "Yafiirwa nnyo mu bizineesi ye omwaka guno." }
{ "en": "The organization has always found better workers from that area.", "lg": "Agenze ne mikwano gye bafunemu ku byokunywa." }
{ "en": "All his wives respect him.", "lg": "Enfudu etambula mpola." }
{ "en": "The government is trying to make sure that all Ugandans are vaccinated against the coronavirus.", "lg": "Taata wange avuga ttanka y'amaggye." }
{ "en": "He has gone to have some drinks with his friends.", "lg": "Teyakoma kulaga kwagala kwe gy'ali newankubadde yamugaananga." }
{ "en": "The tortoise walks slowly.", "lg": "Gavumenti yasindika abayeekera mu buwaŋŋanguse." }
{ "en": "Many people have lost their lives due to mob justice.", "lg": "nan" }
{ "en": "He didn't stop expressing his interest for her despite all the rejection.", "lg": "\"Olwokutaano Olutukuvu, Olwabbalaza oluddiririra Amazuukira, olunaku lwa Eid ne Ssekukkulu nnaku ezimanyiddwa ng'ezokuwummula mu ggwanga.\"" }
{ "en": "The government sent the rebels into exile.", "lg": "Amasomero amalala gagenda kuzimbibwa." }
{ "en": "Companies make financial reports every year.", "lg": "Abantu bangi bafiiriddwa obulamu bwabwe olw'abantu okutwalira amateeka mu ngalo." }
{ "en": "\"Good Friday, Easter Monday, Eid and Christmas are recognized national holidays.\"", "lg": "Okulamba ebibira kyetaagisa?" }
{ "en": "More schools are going to be built.", "lg": "Okunoonyereza kwe kwetegereza okuyita mu mitendera okukakasa oba ddala ekintu kyaliwo." }
{ "en": "She is expected to speak more about the age limit bill.", "lg": "Kkampuni zikola alipoota y'ebyenfuna buli mwaka." }
{ "en": "Is forest degazettion necessary?", "lg": "Okubudaabuda mu by'obulamu eby'okuzaala mulimu n'ebyobulamu by'ebyokwegatta." }
{ "en": "An investigation is a systematic examination to prove that something actually happened.", "lg": "Maama wange yatandika okukola masiki mu kiseera ky'omuggalo ogwasooka." }
{ "en": "Women should also benefit from the government entrepreneurship programs.", "lg": "Asuubirwa okwogera ebisingawo ebikwata ku bbago ly'ekkomo ly'emyaka." }
{ "en": "Reproductive Healthcare also includes sexual health.", "lg": "Amasomero galina okuwa abaana bonna emmmere abali ku ssomero." }
{ "en": "My mother started making masks during the first lockdown.", "lg": "Kino kyawa ebibinja by'abayeekera ebitojjera abantu ab'okuyingiza." }
{ "en": "Unemployed youths are a danger to a community.", "lg": "Abakyala nabo bateekeddwa okuganyulwa mu nteekateeka za gavumenti ez'ebyobusuubuzi." }
{ "en": "Schools should provide food for all children at school.", "lg": "Obukulembeze obuddako bugambye nti tebujja kukolera mu woofiisi enkadde." }
{ "en": "This provided recruits for the arising rebel groups.", "lg": "Abakungu ba gavumenti abamu mu Uganda baweebwa buweebwa yafesi." }
{ "en": "She shouted at me.", "lg": "Abavubuka abatalina mirimu ba bulabe eri ekitundu." }
{ "en": "The incoming administration has stated that they will not work from the old office.", "lg": "Bannabyabufuzi bakola okusalawo mu byobufuzi okukwata ku bibira awatali kufaayo ku ki ebibira kye bituwa." }
{ "en": "Some of the government officials in Uganda are just appointed into office.", "lg": "Ajja kumala emyezi egitasukka mukaaga mu kkomera singa asingisibwa omusango gw'obubbi." }
{ "en": "The school is celebrating ten years of its existence.", "lg": "Yampogganira." }
{ "en": "Politicians make political decisions regarding forests without accounting for what the forests provide.", "lg": "Twetaaga ebizimbisibwa." }
{ "en": "He will face a maximum sentence of six months in prison if found guilty of stealing.", "lg": "Luyimba ki olwo?" }
{ "en": "There is freedom of speech and expression in the country.", "lg": "Essomero lijaguza emyaka kumi bukyanga libeerawo." }
{ "en": "We need building materials.", "lg": "Mu kwaaya mulimu abayimbi bameka?" }
{ "en": "Which song is that?", "lg": "Yakola kyonna ky'asobola wadde nga teyawangula mpaka." }
{ "en": "What are vertebrate animals?", "lg": "Mu ggwanga mulimu eddembe ly'okwogera n'okweyogerako." }
{ "en": "How many members are in the choir?", "lg": "Atambula okuva ewaka okutuuka ku mulimu buli ku makya." }
{ "en": "He did his best even though he did not win the competition.", "lg": "Twaniriza abanoonyib'obubudamo okuva mu mawanga agatuliraanye." }
{ "en": "Who stole my bag?", "lg": "Ebisolo by'ensengere bye bitya?" }
{ "en": "She walks from home to work every morning.", "lg": "Lwaki akatebe kano wakalese wabweru?" }
{ "en": "We welcome refugees from neighboring countries.", "lg": "Abantu mu disitulikiti eyo beetaaga omukiise mu paalimenti." }
{ "en": "He earns almost one hundred thousand shillings per day.", "lg": "Ani yabba ensawo yange?" }
{ "en": "Why did you leave this stool outside?", "lg": "\"Nedda, eyo si nnyumba yaffe.\"" }
{ "en": "People in that district need a representative in parliament.", "lg": "Yakuba piyano enfunda nnyingi." }
{ "en": "The district has banned the selling and consumption of local brewery in the area.", "lg": "Buli lunaku kyenkana afuna emitwalo kkumi." }
{ "en": "\"No, that is not our house.\"", "lg": "Kiki ekisaanidde okukolebwa obutonde obutayonoonebwa?" }
{ "en": "She played the piano on several occasions.", "lg": "nan" }
{ "en": "Some medical officers succumbed to coronavirus.", "lg": "Disitulikiti etadde envumbo ku kutunda n'okunnywa omwenge ogukoleddwa mu kitundu." }
{ "en": "What should be done to conserve the environment?", "lg": "Okubeera ne kasasiro omungi akwetoolodde kiviirako okusaasaanya endwadde." }
{ "en": "His friends had a lot of hope for him.", "lg": "Tujja kutandika okufuna ssente oluvannyuma lw'emyaka kkumi." }
{ "en": "He spoke with a small scared voice.", "lg": "Abasawo abamu baafa ekirwadde kya korona." }
{ "en": "Having a lot of garbage around causes the spread of diseases.", "lg": "Jjajange omukazi yampa ettaka." }
{ "en": "We shall start receiving the money after ten years.", "lg": "Maneja yagezaako okukulabula naye tewawuliriza." }
{ "en": "Avoid repeating the same mistakes.", "lg": "Yayogera mu ddoboozi ttono eririmu okutya." }
{ "en": "My grandmother gave me a piece of land.", "lg": "Empologoma y'ensolo esinga okutiibwa." }
{ "en": "The manager tried to warn you but you wouldn’t listen.", "lg": "Ofiisi yaffe tugigabana ne kampuni endala bbiri." }
{ "en": "Health workers have treated coronavirus cases.", "lg": "Weewale okuddiŋŋana ensobi ze zimu." }
{ "en": "The lion is the most feared animal.", "lg": "Omuggalo ogubadde gwakabaawo gwali gwa nnaku amakumi ana mu bbiri." }
{ "en": "We share our office with two other companies.", "lg": "Omusomesa yamukubira engalo olw'okusinga mu kunyukutawaza ebigambo." }
{ "en": "Land fragmentation is a unique method used by farmers to improve land quality.", "lg": "Abasawo bajjanjabye abalwadde b'ekirwadde kya korona." }
{ "en": "The previous lockdown lasted for forty two days.", "lg": "Buli muguzi baamusalidde ku bbeeyi." }
{ "en": "The teacher applauded her for being the best in the spelling exercise.", "lg": "Omuyizi yagamba nti ebyobulimi tebikwata ku kugenda mu nnimiro kwokka." }
{ "en": "It is wrong to assume that all Muslims are violent.", "lg": "Okusalaasalamu ettaka nkola ey'enjawulo ekozesebwa abalimi okutumbula omutindo gw'ettaka." }
{ "en": "They gave discounts to every buyer.", "lg": "Obulwadde obumu busobola okuviirako okufa." }
{ "en": "The student said that agriculture is not only about going to the garden.", "lg": "Akola nga yinginiya mu kkampuni enzimbi." }
{ "en": "What do you think the kids are doing at home?", "lg": "Kikyamu okulowooza nti abayisiraamu bonna bakozi ba ffujjo." }
{ "en": "Some illnesses can result into death.", "lg": "Bubaka ki bw'ofuna mu kifaananyi kino?" }
{ "en": "He works for a construction company as an engineer.", "lg": "nan" }
{ "en": "What is the role of the National Drug Authority in Uganda?", "lg": "Olowooza abaana bakola ki ewaka?" }
{ "en": "What message do you get from this picture?", "lg": "Ateeberezebwa okuzza omusango yateeredwa leero." }
{ "en": "The army has kept Northern Uganda safe from terrorist attacks.", "lg": "Embalirira esomebwa buli mwaka gw'ebyensimbi." }
{ "en": "The food is already on the plate.", "lg": "Ekitongole ky'eddagala mu Uganda kukola mulimu ki?" }
{ "en": "The suspect was rereased today.", "lg": "nan" }
{ "en": "The budget is read every financial year.", "lg": "Yakyusibwa okukuulira essomero eddaala." }
{ "en": "Women have failed to groom their children.", "lg": "Emmere eri ku ssowaani." }
{ "en": "\"In 2002, she became the Head of the Surgery Department.\"", "lg": "nan" }
{ "en": "He was transferred to head another school.", "lg": "Okufa kuleka okulumwa omutwe ogutaliwona." }
{ "en": "The outbreak of coronavirus was globally announced in two thousand twenty.", "lg": "Abakyala balemereddwa okukuza obulungi abaana baabwe." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "Death leaves a headache no one can heal.", "lg": "Tulinga ba famire emu." }
{ "en": "My sister is not here anymore.", "lg": "Okubalukawo kw'akawuka ka kkolona kwalangirirwa wonna mu nsi mu nkumi bbiri mu abiri." }
{ "en": "She started working for the bank in 1970.", "lg": "Abantu balina enneewulira." }
{ "en": "They are like family to me.", "lg": "Bizinensi ezitandikibwawo mu ngeri y'okwegatta zilina okugabanya obuvunaanyizibwa eri ba ssekinnoomu." }
{ "en": "He has been taken to the police station.", "lg": "Mwannyinaze takyali wano." }
{ "en": "Human beings are full of emotions.", "lg": "Njagala okwambala essaati enzirugavu." }
{ "en": "Businesses established by partnership have to share responsibility among individuals.", "lg": "Abakungu balina okufuna okulambikibwa ku mateeka okuva eri omuwandiisi w'ekittavu ng'obuyambi tebannabuteeka ku bintu birala." }
{ "en": "Our forefathers protected the environment.", "lg": "Atwalibbwa ku kitebe kya poliisi." }
{ "en": "I like putting on black shirts.", "lg": "Kitange alina obuzibu ku bulamu bwe." }
{ "en": "Officials should seek legal advice from the secretary to the treasury before diverting funds.", "lg": "Bannabyabufuzi tebatereka ssente zinaabayamba mu biseera bya mu maaso." }
{ "en": "The president of the football federation was given another term in office.", "lg": "Ba jjajja baffe baakuuma obutonde." }
{ "en": "My father has health problems.", "lg": "Abaana bonna abali wansi w'emyaka kkumi n'etaano balina okugemebwa ppoliyo n'olukusense." }
{ "en": "Politicians do not save money for the future.", "lg": "Ebikuta bya kasooli byali birabika nga byakiragala era nga bikyali bibisi." }
{ "en": "The district officials should register the rightful owners of land.", "lg": "Pulezidenti w'ekibiina ekifuga omuzannyo gw'omupiira yaweereddwa ekisanja ekirala okuddamu okukulembera." }
{ "en": "All children under fifteen years are supposed to receive Measles and Polio vaccines", "lg": "Mikwano gye gyamukyalira." }
{ "en": "The maize husks looked green and fresh.", "lg": "Yamala ne yeggyako emmotoka ye enkadde." }
{ "en": "A new council leader was appointed to replace the old one.", "lg": "Abakungu ku disitulikiti balina okuwandiisa bannannyini ttaka abatuufu." }
{ "en": "His fellows paid him a visit.", "lg": "nan" }
{ "en": "He finally got rid of his old car.", "lg": "Buvunaanyizibwa bwa gavumenti okukungaanya kasasiro okuva mu bitundu ebikolebwamu bizinesi." }
{ "en": "There are two hundred people who were infected with coronavirus today.", "lg": "Omukulembeze w'akakiiko omuggya yalondeddwa okudda mu bigere by'omukadde." }
{ "en": "He is in charge of the male dormitories.", "lg": "Ppikippiki egaanye okwaka." }
{ "en": "ItÕs the government's responsibility to collect garbage from business centers.", "lg": "Ekitereke kino kitwalire muliranwa." }
{ "en": "I want to get some coffee beans.", "lg": "Abantu ebikumi bibiri be basiigiddwa kkolona leero." }
{ "en": "The motorcycle has failed to start.", "lg": "Abakyala bangi baafiira mu ssanya." }
{ "en": "Take this package to the neighbour.", "lg": "Amateeka gateekebwa mu nkola ku lw'obulungi bw'abantu." }
{ "en": "Do you know how to read a map?", "lg": "Njagala kufuna ku nsigo za mmwaanyi." }
{ "en": "Many women died during labour.", "lg": "Gavumenti evunaanyizibwa eri abantu." }
{ "en": "Laws are implemented for the good of the public.", "lg": "Ekitundu kiwaddeyo ettaka okuzimba akasenge k'okuzaaliramu." }
{ "en": "India had many cases of coronavirus.", "lg": "Omanyi okusoma mmaapu?" }
{ "en": "Government is accountable to the public.", "lg": "Bibuliya egamba nti abakyala balina okugondera abaami baabwe." }
{ "en": "The community has offered land for construction of the maternity ward.", "lg": "Abawala abato balina okwewala okufuna embuto nga bakyali bato." }
{ "en": "The suspects have been granted bail", "lg": "Abantu bangi mu Buyindi baalwala obulwadde bwa corona." }
{ "en": "The bible says that women must submit to their husbands.", "lg": "Ki ekireetera abantu okwekalakaasa?" }
{ "en": "Young girls should avoid early pregnancies.", "lg": "Omukazi oyo omukadde takyalaba." }
{ "en": "Refugee host communities were funded.", "lg": "Abateeberezebwa bateereddwa ku kakalu ka kkooti." }
{ "en": "What causes people to demonstrate?", "lg": "Tulina enkola ya demokulasiya mu Uganda." }
{ "en": "That old woman lost her eyesight.", "lg": "Okusiga ensimbi bulijjo kuleeta amagoba." }
{ "en": "The local politicians tried to engage in food distribution.", "lg": "Ebifo ebibudamya abanoonyi b'obubudamu byavujjiriddwa." }
{ "en": "We have democracy in Uganda.", "lg": "\"Okuva bwe kiri nti ye yakwebera, yasabibwa okuddamu ekibiina.\"" }
{ "en": "Investments usually yield returns.", "lg": "Omubbi yatwaliddwa mu kkomera." }
{ "en": "The rapid growth of this city has surprised us.", "lg": "Bannabyabufuzi ba kuno baagezaako okwenyigira mu kugaba emmere." }
{ "en": "\"Since she was the last, she was requested to repeat the class.\"", "lg": "Muganda we muntu yeezibira nnyo." }
{ "en": "The thief was taken to prison.", "lg": "Ebibiina by'ebyobufuzi byakola kkampeyini okunafuya obukugire bwa ssemateeka ku kisanja kya pulezidenti." }
{ "en": "She was fired for favoring wealthy clients over poor ones.", "lg": "Okukula kw'ekibuga kino mu bwangu obw'ekitalo kutwewuunyisizza." }
{ "en": "Her sister is a reserved person.", "lg": "Baze alina ekitone eky'enjawulo mu kufumba ebijjulo ebiwoomu." }
{ "en": "Political forces campaigned to loosen constitutional limits on the presidential term.", "lg": "Omusajja yali ayambadde ekizibaawo ekiddugavu ekiwanvu." }
{ "en": "A favorable business environment encourages investments in the country.", "lg": "Yagobwa ku mulimu lwa kusookanga kukola ku bagagga n'aleka abaavu." }
{ "en": "My husband has a special talent for cooking delicious meals.", "lg": "nan" }
{ "en": "The man was wearing a black long coat.", "lg": "Yayogera ku mukolo gw'amazaalibwa ge." }
{ "en": "The construction is expected to take two years.", "lg": "Embeera ennungi ekolerwamu bizinensi mu ggwanga esikiriza abantu okusiga ensimbi." }
{ "en": "nan", "lg": "Abasuubuzi bangi abeewola ssente ez'okuteeka mu bizinensi zaabwe." }
{ "en": "He gave a speech on his birthday.", "lg": "Okwemulugunya kwabwe kwavaamu ebibala." }
{ "en": "People shouldn't engage in mob violence but call the police to take charge", "lg": "Okuzimba kusuubirwa okumala myaka ebiri." }
{ "en": "Very many business people borrow money to invest in their businesses.", "lg": "Njagala okufumbira famire yange." }
{ "en": "Their complaints paid off.", "lg": "Abaana batera okusamba omupiira mu kisaawe ky'omu kitundu." }
{ "en": "We are preparing for the final exams at school.", "lg": "Abantu tebayina kwenyigira mu kutwalira mateeka mu ngalo naye bayite poliisi ekikoleko." }
{ "en": "I love cooking for my family.", "lg": "Pulezidenti yali ayagala obuteetabya bagoba ba nnyonyi mu kulwanagana." }
{ "en": "Children usually play football in the community playground.", "lg": "nan" }
{ "en": "Boys performed more than girls in the exams.", "lg": "Twetegekera bigezo bya kamalirizo ku ssomero." }
{ "en": "The president wanted to keep the pilots out of the conflicts.", "lg": "Abasomesa tebamalaayo birambikiddwa kusomesa." }
{ "en": "nan", "lg": "Kkampuni efaayo okulabirira embeera y'abakozi baayo." }
{ "en": "Most cyclists have little knowledge of road safety laws.", "lg": "Abalenzi baakoze okusinga abawala mu bigezo." }
{ "en": "Teachers do not complete the syllabus.", "lg": "Eggwanga eryo lye limu ku mawanga agasinga obugagga mu nsi." }
{ "en": "The company takes care of its workers' welfare.", "lg": "Yabasabye beetegeke bulungi mu lutuula lwa kkooti oluddako." }
{ "en": "There was a blood donation tent at the university for an entire month.", "lg": "Abavuzi ba ppikipiki abasinga tebalina kumanya kumala ku mateeka ga ku nguudo." }
{ "en": "That country is one of the most prosperous countries in the world.", "lg": "Ababbi baggyako ekkufulu ku luggi." }
{ "en": "She requested them to be more organized in the next court session.", "lg": "Enteekateeka z'okugonjoola enkaayana ziyimiriziddwa." }
{ "en": "I will pay you your money tomorrow.", "lg": "Weema ey'okugabiramu omusaayi yateekebwa ku yunivasite okumala omwezi mulamba." }
{ "en": "The thieves removed the lock from the door.", "lg": "Yawandiika endagiriro y'amaka ge." }
{ "en": "Efforts to settle the dispute have been called off.", "lg": "Abaana bateekeddwa okusomesebwa okubeera ab'omugaso." }
{ "en": "We have not had power in our area for three days.", "lg": "nan" }
{ "en": "She wrote down the directions to his home.", "lg": "Mbaddenga mpagira ensonga y'omwenkanonkano mu kitundu kyange." }
{ "en": "Children should be taught to be productive.", "lg": "Ababudami abo baasuubira nti banaaweebwa obutuuze mu ggwanga lyaffe." }
{ "en": "What issues affect good governance?", "lg": "Tetubadde na masannyalaze mu kitundu kyaffe okumala ennaku ssatu." }
{ "en": "I have always strongly supported the gender equality campaign in my area.", "lg": "Yamusasulira olugendo lwe okujja mu Uganda." }
{ "en": "Those refugees hoped they would be granted citizenship in our country.", "lg": "Yagaba ebitabo ebiwandiikwamu eby'obwereere eri abaana b'oku kyalo kye." }
{ "en": "International organizations provide funding to the Government of Uganda.", "lg": "Nsonga ki ezikosa enfuga ennungi?" }
{ "en": "He sponsored his trip to Uganda.", "lg": "Ekinyonyi kirina ekiwawaatiro ekimenyefu." }
{ "en": "She distributed free exercise books to the children in her village.", "lg": "Abo abatunda ebintu ebiguliddwa gavumenti balina okukwatibwa." }
{ "en": "\"\"\"Her grandson visited her.\"", "lg": "Ebitongole by'ensi yonna bivujjirira gavumenti ya Uganda." }
{ "en": "The bird has a broken wing.", "lg": "Ppikippiki gy'akozesa okutwala ebintu abantu bye baba bamutumye yabbiddwa." }
{ "en": "Those that sell government procured items should be arrested.", "lg": "Abakazi balina obuwangaazi bwa bbanga ddene okusinga abasajja." }
{ "en": "The teachers should claim for security in their homes.", "lg": "Muzzukulu we omulenzi yamukyalira." }
{ "en": "The motorcycle he uses to deliver clients' orders was stolen.", "lg": "Embaati ezo ezikwata amasannyalaze g'enjuba nnene." }
{ "en": "Women have a high life expectancy compared to men.", "lg": "Tulina okuva ku byayita okusobola okugenda mu maaso." }
{ "en": "Floods have affected more than one hundred people in our village.", "lg": "Abasomesa balina okusaba obukuumi mu maka gaabwe." }
{ "en": "Those solar panels are big.", "lg": "Omugaati yagutadde mu mazzi." }
{ "en": "We need to let go of the past in order to move on.", "lg": "Waliwo kkampuni z'ebyobulambuzi eziwa abantu emirimu obutereevu." }
{ "en": "\"The government gave me this mobile phone,\"", "lg": "Amataba gakosezza abantu abasoba mu kikumi mu kyalo kyaffe." }
{ "en": "She put the bread in water.", "lg": "nan" }
{ "en": "There are tourism companies that employ people directly.", "lg": "Ekibiina ekigatta abasawo kitumbula enkola y'abantu bonna okuba nga basobola okufuna empeereza y'obujjanjabi ey'omutindo." }
{ "en": "I have up to tomorrow to hand in the assignment.", "lg": "Gavumenti ye yampa essimu eno ey'omu ngalo." }
{ "en": "I cannot carry this bench alone because it is too heavy.", "lg": "Paalamenti y'abantu eyanjudde ezimu ku nsonga eziri mu bantu nga enkaayana z'ettaka." }
{ "en": "The medical association promotes universal access to quality health and health care.", "lg": "Okusalawo okw'enkomeredde kwe kusalawo okukola ekintu oba obutakikola." }
{ "en": "Only a few districts have participated in the program.", "lg": "Nsigazizza lwa nkya lwokka okuwaayo omulimu gwange." }
{ "en": "The people's parliament has addressed some of the issues in society like land wrangles", "lg": "Omukolo gujja kuweerezebwa butereevu." }
{ "en": "Resolutions are firm decisions to do or not to do something.", "lg": "Abakulembeze balina okuteekesa mu nkola amateeka g'okukuuma obutonde bw'ensi." }
{ "en": "When is the construction of the bridge starting?", "lg": "Disitulikiti ntono ez'etabye mu nteekateeka eno." }
{ "en": "The event will be broadcasted live.", "lg": "Endogoyi n'ente ezirima nsolo za waka?" }
{ "en": "The leaders should enforce environment conservation laws.", "lg": "Emiwendo gino gyaggyiba Stockholm International Peace Research Institute okuva mu bibalo mu mwaka gwa nkumi bbiri mu kkumi na musanvu." }
{ "en": "That man quarrels with his wife whenever he gets drunk.", "lg": "Okuzimba olutindo kutandika ddi?" }
{ "en": "Are donkeys and oxen domestic animals?", "lg": "Enteekateeka z'abantu abasinga obungi zaagwa butaka olw'ekirwadde." }
{ "en": "These figures in the year two thousand seventeen were picked from data by the Stockholm International Peace Research Institute.", "lg": "Yabadde tasobola kuggyako kkooti ye kubanga enkuba yabadde ekyatonnya." }
{ "en": "The police are supposed to handle people's issues.", "lg": "nan" }
{ "en": "Most people's plans were tarnished in two thousand twenty because of the pandemic.", "lg": "Eyali akulira emirimu mu lupapula lwa New Vision William Pike yeyafunye ekirabo." }
{ "en": "She could not take off the raincoat because it was still raining.", "lg": "Abavubi babonerezebwa olw'ebikolwa ebibi ebikolebwa mu kuvuba." }
{ "en": "He has worked with a nurse to help her patients.", "lg": "Abapoliisi bateekeddwa kukola ku nsonga z'abantu." }
{ "en": "The former managing editor of the New Vision newspapers William Pike received the award.", "lg": "Olukiiko lwasazibwamu." }
{ "en": "Fisher men are being punished for the bad practices during fishing.", "lg": "nan" }
{ "en": "Why do some court cases take so long?", "lg": "nan" }
{ "en": "The meeting was canceled.", "lg": "Abaasomerako ku ssomero bawa ekitiibwa omubala gw'esomero." }
{ "en": "We wished him a safe journey.", "lg": "Olina okukuuma ekigambo kyo." }
{ "en": "There were mixed legislative actions and blame games.", "lg": "Lwaki emisango egimu girwawo nnyo mu kkooti?" }
{ "en": "The old school students respect the school motto.", "lg": "nan" }
{ "en": "You have to keep your word.", "lg": "Yatuwa kaadi etuyita ng'ebulayo olunaku lumu embaga etuuke." }
{ "en": "We were given free food by the government during the lockdown.", "lg": "Waliwo okutabika ebikolwa by'amateeka n'emizannyo gy'okunenyezebwa." }
{ "en": "The dead body was taken to the mortuary.", "lg": "Ekitongole kijja kulondoola okugema kwa Ebola mu West Nile." }
{ "en": "He gave us an invitation a day to the wedding.", "lg": "Mu mbeera ki omuntu mwasobolera okweyimirirwa okuva ku Poliisi?" }
{ "en": "She is a practicing nurse.", "lg": "twaweebwa gavumenti emmere y'obwereere mu biseera by'omuggalo." }
{ "en": "The ministry will monitor vaccination against Ebola in West Nile.", "lg": "Ndi musanyufu nti mikwano gyange emikadde gyamaze ne gyagalana." }
{ "en": "Under what circumstances can a police bond occur?", "lg": "Ssente ezimu ezabbibwa zaazuulibwa." }
{ "en": "He borrowed some money from the bank to expand his businesses.", "lg": "Akola gwa bujjanjabi." }
{ "en": "I am happy that my old friends finally fell in love with each other.", "lg": "Mu byalo ebimu obuzzi bw'emisango bugonjoolwa bakulu." }
{ "en": "Part of the stolen money was recovered.", "lg": "Omusajja omukadde kumpi takyalina linnyo lyonna mu kamwa." }
{ "en": "There is a reduction in the spread of the disease.", "lg": "Yeewola ssente ezimu okuva mu bbanka okugaziya bizinensi ze." }
{ "en": "\"In some villages, criminal cases are settled by the elders.\"", "lg": "\"Mu kifo ky'okulonda abantu abakuliride, ebibiina by'abavubuka abalina obusobozi byetaaga okuganyulwa okuva mu pulogulaamu za gavumenti.\"" }
{ "en": "The old man hardly has any teeth left in his mouth.", "lg": "Twetaaga abasomesa abamalirivu okusomesa mu bibiina eby'akamalirizo." }
{ "en": "Uganda had a task of ensuring their safety.", "lg": "Ensaasaana y'obulwadde ekendedde." }
{ "en": "\"Instead of selecting older people, the competent youth groups deserve to benefit from the government programs.\"", "lg": "Ekibiina ky'abakyala mu kyalo kyaffe kyalonze abakulembeze baabwe abaggya eggulo." }
{ "en": "We need committed teachers to teach candidate classes.", "lg": "Abalimi abamu basimba envendiirwa nga sizoni eweddeko." }
{ "en": "The district has provided land to local and foreign investors.", "lg": "Uganda yalina ekkatala ery'okukakasa nti bali bulungi." }
{ "en": "The women's group in our village elected their new leaders yesterday.", "lg": "Akatimba ke bakozesa kalina ebitundu mukaaga." }
{ "en": "Some farmers plant vegetables out of season.", "lg": "Osobola okuwanula kkopi y'ekitabo." }
{ "en": "The presence of refugees in Uganda has had a positive influence.", "lg": "Disitulikiti ewadde Bamusigansimbi abagwiira ne bannansi ettaka." }
{ "en": "The net they use has six sections.", "lg": "Omuntu asobola okweyawulira mu maka ge." }
{ "en": "You can download a copy of the book.", "lg": "Pulezidenti yasiimibwa olw'amaanyi ge mu kulwanyisa akawuka." }
{ "en": "\"From this point on, the group gradually destroyed the rebel force.\"", "lg": "Okubeerawo kw'ababudami mu Uganda kulinamu ebirungi." }
{ "en": "One can quarantine oneself from home.", "lg": "Ekitundu kiwebwa amagezi okukuuma abantu n'ebintu byabwe." }
{ "en": "The president was awarded for his effort in the fight against the virus.", "lg": "Omufu ye yabadde akulira emirimu mu Kkampuni eyo." }
{ "en": "Some of these recommendations will not be followed.", "lg": "\"Okuva ku olwo, ekibinja kyagenda kisaanyaawo abayeekera mpolampola.\"" }
{ "en": "The community is advised to protect people and their property.", "lg": "Waliwo obutateeragana wakati wa Rwanda ne Uganda." }
{ "en": "The deceased was the general manager of that company.", "lg": "Mwewe amabanga nga muli mu bifo by'olukale." }
{ "en": "There are many potholes on Jinja road.", "lg": "Ebimu ku bisembeddwa tebijja kugobererwa." }
{ "en": "There is a fraught diplomatic relationship between Rwanda and Uganda.", "lg": "nan" }
{ "en": "Maintain social distancing while in public places.", "lg": "Abalunzi baasomesebwa engeri y'okuddukanyaamu ekidiba ky'ebyenyanja." }
{ "en": "We reached the church before the service had started.", "lg": "Ebinnya bingi mu luguudo lw'e Jinja." }
{ "en": "Rural hospitals lack ambulance services.", "lg": "Ŋŋenda kukyalira nfanfe wange ku wiikendi." }
{ "en": "Farmers were educated how to run a water efficient fish farm.", "lg": "Ekibinja ky'abazannyi kiggudde omusango gw'obukumpanya ku mutendesi waabwe." }
{ "en": "Sugar regulation is the only way to ensure proper business.", "lg": "Twatuuka ku kkanisa ng'okusaba tekunnatandika." }
{ "en": "I will visit my bestfriend over the weekend.", "lg": "Naye teyalaga tteeka ki eryo." }
{ "en": "The group of players has opened a fraud case against their manager.", "lg": "Ayogerwako yali mukozi wa waka." }
{ "en": "The maid wakes up very early in the morning to cook breakfast for us.", "lg": "Okussa ekkomo ku sukaali atundibwa y'engeri yokka eneesobozesa obusuubuzi obulungi." }
{ "en": "\"However, he did not name the law.\"", "lg": "Muddusi mulungi nnyo." }
{ "en": "The victim was a housemaid.", "lg": "Obuvunaanyizibwa bw'abasirikale b'oku nguudo bwe buliwa?" }
{ "en": "My husband gives me money every Saturday to buy home foodstuffs.", "lg": "Omukozi akeera ku makya nnyo okuzuukuka n'atufumbira eky'enkya." }
{ "en": "She is a very fast runner.", "lg": "Abawala balina ekinaabiro kyabwe ewaka." }
{ "en": "What is the role of traffic officers on the road?", "lg": "Wandibadde ombuuliddeko ku lugendo lwo nga bukyali." }
{ "en": "A boat carrying twenty people sunk in the river.", "lg": "Buli lwa Mukaaga omwami wange ampa ssente ez'okugula emmere y'awaka." }
{ "en": "Girls have their own bathroom at home.", "lg": "Si kirungi okulya ennyo ennyama ya nte." }
{ "en": "You should have told me about your trip earlier.", "lg": "Abakugu mu by'amakolero bagamba nti okulwanagana okutakoma mu kkolero si kulungi eri bizinensi." }
{ "en": "Uganda is one of the friendliest countries in the world.", "lg": "Eryato eryali lyetisse abantu amakumi abiri lyabbira mu mugga." }
{ "en": "It is not good to eat a lot of beef.", "lg": "Olina okugoberera ebiragiro by'omusawo." }
{ "en": "Industry experts say the continued fight at the company was not good for business", "lg": "Abantu abasinga babeera mu nju za ssubi." }
{ "en": "Security should be tightened in the country.", "lg": "Uganda ly'erimu ku mawanga agakolaganika nago mu nsi." }
{ "en": "You have to do what the doctor says.", "lg": "nan" }
{ "en": "Most of the people are living in grass-thatched houses.", "lg": "Eby'obuwangwa ebimu biteekeddwa okunenyezebwa olwokukubiriza obufumbo obukake ." }
{ "en": "Politicians are greedy for power.", "lg": "Ebyokwerinda mu ggwanga birina okunywezebwa." }
{ "en": "The police has been accused of torturing the suspects while in custody.", "lg": "Tasubwa kwegezaamu kwa kwaaya ku kkanisa." }
{ "en": "Some cultural institutions should be blamed for encouraging forced marriages.", "lg": "Njagala nnyo ekifaananyi kya muganda wange/mwannyinaze eky'obuto." }
{ "en": "Taxpayers should receive quality services.", "lg": "Bannabyabufuzi balulunkanira obuyinza." }
{ "en": "She never misses choir practices at church.", "lg": "Idi Amin Dada ye yali omukulembeze wa Uganda okumala emyaka munaana." }
{ "en": "I love my brother's childhood photo so much.", "lg": "Yali ayagala nsule ewuwe." }
{ "en": "Our house has three rooms.", "lg": "Abawiboomusolo balina okufuna obuweereza obulungi." }
{ "en": "Idi Amin Dada was the president of Uganda for eight years.", "lg": "Yakwatiddwa olw'okubulankanya ssente z'ekibiina?" }
{ "en": "She wanted me to sleep over at her place.", "lg": "Bizinensi zeetaaga ba kasitooma okusobola okuyimirirawo." }
{ "en": "He got married at the age of thirty.", "lg": "nan" }
{ "en": "He was arrested for swindling group funds.", "lg": "Amateeka agafuga okukuuma obutonde bw'ensi tegateekebwa mu nkola mu Adjumani." }
{ "en": "Businesses need customers to survive.", "lg": "Twetaaga enkola ennungi ey'okugonjoolamu okutulugunya abaana." }
{ "en": "Cocoa farmers require business-oriented skills.", "lg": "Yawasa ku myaka amakumi asatu." }
{ "en": "Laws governing environmental management in Adjumani are not enforced.", "lg": "Ssente mekka ezawebbwa akakiiko akakozi?" }
{ "en": "We need a better solution for child abuse.", "lg": "Ebiseera ebisinga abantu abatalina musango battibwa abantu abatwalira amateeka mu ngalo." }
{ "en": "Communities should be sensitised about the coronavirus disease.", "lg": "Abalimi ba Kkooko beetaaga obukugu bw'okuddukanya bizinensi." }
{ "en": "How much money was allocated to the task force?", "lg": "Naaba mu ngalo zo n'eddagala eritta obuwuka kubanga obuwuka buli buli wamu." }
{ "en": "Usually innocent people are killed in mob justice.", "lg": "Baakolawo akabaga k'ekijaguzo ky'embaga yaabwe." }
{ "en": "\"Many farmers abandoned ponds due to a lack of stocking materials, and limited technical guidance.\"", "lg": "Ebitundu birina okumanyisibwa ku bikwata ku kirwadde bbunansi." }
{ "en": "Sanitize your hands germs are everywhere.", "lg": "Essomero litegese empaka z'omuzannyo gwa lagibe wakati w'abayizi ba siniya esooka n'ey'okubiri." }
{ "en": "They held a party to celebrate their wedding anniversary.", "lg": "Yasaba omukozi omulala okuzuula ensonga lwaki kye bakola kyali tekikyakola." }
{ "en": "election petition has been filed in the high court.", "lg": "\"Abalimi bangi baasuulawo ebidiba olw'ebbula lw'amagi g'ebyennyanja, n'obutabaawo kuwabulwa kwa kikugu.\"" }
{ "en": "The school is holding a rugby match between senior one and two students.", "lg": "Gavumenti ejja kufuuka ya ttutumu." }
{ "en": "He asked another employee to find out why their product had stopped working.", "lg": "Abantu abasinga obungi basasulwa bubi." }
{ "en": "Uganda has a wide range of habitats.", "lg": "Okujulira ku kulonda kuteekeddwayo mu kkooti enkulu." }
{ "en": "The government will become more popular.", "lg": "Abazadde abamu balowooza nti omwana omuwala talina kugenda ku ssomero." }
{ "en": "Most of the people are poorly paid.", "lg": "Twetaaga okutuuka ku buli mmemba wa ttiimu." }
{ "en": "It takes money and time for development to take place.", "lg": "Uganda erimu ebisulo by'ebisolo bingi." }
{ "en": "Some parents think girl child should not go to school.", "lg": "Olinayo ku ffirimu ez'okulaba?" }
{ "en": "We need to assess every team member.", "lg": "Yeebaza omuweereza olw'omulimu omulungi." }
{ "en": "What happens during the press briefing?", "lg": "Kitwala ssente n'obudde enkulaakulana okubeerawo ." }
{ "en": "Do you have any movies to watch?", "lg": "Ebitateredde bulungi ku mmotoka tebisaanidde kukulemesa kuvuga." }
{ "en": "He thanked the waiter for the great service.", "lg": "Bino biseera bya nkuba" }
{ "en": "He joined the army at a young age.", "lg": "Kiki ekibeerawo mu lukungaana lwa bannamawulire?" }
{ "en": "The defects in the car should not prevent you from driving.", "lg": "Ajja kugobwa mu paalimenti singa omusango gumukka mu vvi." }
{ "en": "This is a rainy season.", "lg": "Obukulistaayo tebuwagira kuwasa bakazi basukka mu omu." }
{ "en": "Some governments are criticized for restraining the press.", "lg": "Yagenda mu magye ku myaka emito." }
{ "en": "She will be thrown out of parliament if she loses the court case.", "lg": "Abakozi bonna baaweebwa akasiimo olw'okukola obulungi." }
{ "en": "Christianity does not support polygamy.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu kitwala ettundutundu ddene ku mbalirira y'eggwanga." }
{ "en": "She found out she had been infected with hepatitis when she visited the hospital.", "lg": "Gavumenti ezimu zikolokotebwa lwa kukugira bannamawulire." }
{ "en": "All employees were given a bonus for their good work.", "lg": "Omuntu yenna asobola okutuuza olukiiko lwa bannamawulire." }
{ "en": "The health sector takes up a big portion in the national budget.", "lg": "Yakwatiddwa oluvannyuma lw'okukuba mukyala we olunaku lw'eggulo." }
{ "en": "The hospitals in Arua need better buildings.", "lg": "Yakizuula nti yali yalwala omusujja gw'ekibumba bwe yagendako mu ddwaliro." }
{ "en": "Anyone can hold a press conference.", "lg": "Obutemu kibi nnyo." }
{ "en": "He was arrested after beating his wife yesterday.", "lg": "Yalina abaana bameka?" }
{ "en": "The leader denied having met with the president.", "lg": "Amalwaliro mu Arua geetaaga ebizimbe ebisingako obulungi." }
{ "en": "Murder is such a sin.", "lg": "Entambula ey'oku nguudo y'esinga okukozesebwa mu Uganda." }
{ "en": "How many children did she have?", "lg": "Essaawa tekyakola." }
{ "en": "How do I connect my laptop to the internet?", "lg": "Omukulembeze yeegaana ebyokusisinkana pulezidenti." }