test dict | train dict | val dict |
|---|---|---|
{
"en": "People have improved their saving culture.",
"lg": "Bannabyabufuzi abamu tebafaayo ku mbeera z'abalonzi baabwe."
} | {
"en": "All footballers from his team were tested for coronavirus.",
"lg": "Abasambi b'omupiira bonna aba ttiimu ye baakeberebwa akawuka ka kkolona."
} | {
"en": "What is the purpose of donation?",
"lg": "Si kyangu abakazi abali embuto okutambula okugenda mu ddwaliro."
} |
{
"en": "Some politicians do not care about the well-being of their voters.",
"lg": "Essomero liri mu kiromita amakumi abiri okuva mu sitenseni."
} | {
"en": "I have walked a long distance to reach here.",
"lg": "Ntambudde olugendo luwanvu okutuuka wano."
} | {
"en": "We are requesting the government to fund our project.",
"lg": "Obuyambi bwa mugaso ki?"
} |
{
"en": "The school is located twenty kilometers from the trading center.",
"lg": "Omusomesa yambuuza ebibuuzo bingi mu ssomo ly'okubala."
} | {
"en": "My uncle was shot by the criminals.",
"lg": "Abazigu baakuba kojja wange amasasi."
} | {
"en": "Officials in Arua desire for the return of rhinos in Ajai game reserve.",
"lg": "Tusaba gavumenti okuteeka ssente mu pulojekiti yaffe."
} |
{
"en": "The teacher asked me many questions during the mathematics lesson.",
"lg": "Amata ge gamu ku birungo ebikozesebwa okukola ayisi kkuliimu."
} | {
"en": "This is the busiest market in Uganda.",
"lg": "Kano ke katale akasinga okubeera n'emirimu Uganda"
} | {
"en": "Diversity makes unity a little complicated.",
"lg": "Abakungu mu Arua baagala okukomezebwawo kw'enkula mu kkuumiro lya Ajai."
} |
{
"en": "Milk is one of the ingredients used for making ice cream.",
"lg": "Abalimi batera okutegeka ennimiro zaabwe mu biseera by'ekyeya ez'okusigamu."
} | {
"en": "They have held many concerts across Africa.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The health team shall have a meeting in the afternoon.",
"lg": "Enjawukana zireetera obumu okuzibuwala."
} |
{
"en": "Farmers usually prepare their gardens for planting during the dry season.",
"lg": "Kijja kunnyonnyolwa okusingawo mu mawulire."
} | {
"en": "Which political leader led Uganda to independence?",
"lg": "Ani munnabyabufuzi eyakulembera Uganda okugituusa ku meefuga?"
} | {
"en": "The briquette making will transform from a pilot project to a commercial one.",
"lg": "Ttiimu y'abasawo ejja kuba n'olukiiko mu ttuntu."
} |
{
"en": "It will be explained further in the news.",
"lg": "Waliwo obukakafu obulaga nti enkalala zaakwatibwamu."
} | {
"en": "He confiscated his brother's piece of land.",
"lg": "Yanyaga ettaka lya muganda we."
} | {
"en": "Women have cultivated the land for commercial activities.",
"lg": "Okukola amanda g'obubulooka kijja kuva mu kuba ekintu eky'okugezesebwa efuuke pulojekiti evaamu ensimbi."
} |
{
"en": "There is evidence that registers have been tampered with.",
"lg": "Yakunze abazadde okukuuma abaana baabwe."
} | {
"en": "Many troops attempted to withdraw to Kampala but were blocked and killed.",
"lg": "Bannamagye bangi baagezaako okuddukira mu Kampala naye baalemesebwa era ne battibwa."
} | {
"en": "Some schools did not offer online classes during the second lockdown.",
"lg": "Abakyala balimye ettaka bakole emirimu egivaamu ssente."
} |
{
"en": "He called upon parents to guide their children.",
"lg": "Omugenzi yabadde mutendesi wa mupiira mu disitulikiti ye."
} | {
"en": "Her parents were of mixed race.",
"lg": "Bazadde be baali bamusaayimutabule."
} | {
"en": "The sports day was postponed.",
"lg": "Amasomero agamu tegasomesezza ku mikutu mu kiseera ky'omuggalo ogw'okubiri."
} |
{
"en": "The deceased was a football coach in his district.",
"lg": "Ekitabo kyonna okusobola okuweebwa layisinsi kiba kirina okutuukiriza ebisaanyizo by'obuwangwa n'eby'enfuna."
} | {
"en": "Your son is going to represent the group in the competition.",
"lg": "Mutabaniwo agenda kukiikirira ekibinja mu mpaka."
} | {
"en": "We hope to win the football match today.",
"lg": "Olunaku lw'ebyemizannyo lwayongezebwayo."
} |
{
"en": "\"For any publication to be licensed, it needs to show cultural and economic values.\"",
"lg": "Mu Uganda mulimu ebisaawe by'omupiira gw'ebigere ebiwerako."
} | {
"en": "I found someone willing to dig the pit.",
"lg": "Nafunye omuntu eyeetegese okusima ekinnya."
} | {
"en": "People sell goods to get money.",
"lg": "Leero tusuubira okuwangula omuzannyo gw'omupiira."
} |
{
"en": "There are several football stadiums in Uganda.",
"lg": "Totya kubuuza bw'oba olina ky'oyagala."
} | {
"en": "Many businesses made losses during the pandemic.",
"lg": "Bizineesi nnyingi tezaakola magoba mu kiseera ky'ekirwadde."
} | {
"en": "Our spiritual leaders told us that God is everywhere.",
"lg": "Abantu batunda eby'amaguzi okufuna ssente."
} |
{
"en": "Do not fear to ask if you want anything.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Candidates must possess a good masters degree from a recognized university.",
"lg": "Abeesimbyewo balina okuba ne diguli ennungi okuva mu ssettendekero ezimanyiddwa."
} | {
"en": "How can I serve God?",
"lg": "Abakulembeze baffe ab'ebyomwoyo baatugamba nti Katonda ali buli wantu."
} |
{
"en": "She encouraged me to go for further studies.",
"lg": "Abalimi balina okussa emikono ku kiwandiiko ekikakasa nti bafunye ensigo."
} | {
"en": "The country has injected more money into technology development.",
"lg": "Eggwanga lyongedde ssente mu kukulaakulanya ebya tekinologiya."
} | {
"en": "His wounds were gradually healing.",
"lg": "Nnyinza ntya okuweereza Katonda?"
} |
{
"en": "Farmers have to sign the document to acknowledge the receipt of seeds.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The disease affects the lungs and leads to loss of appetite.",
"lg": "Ekirwadde kikosa amawuggwe ne kiviirako obutaagala kulya."
} | {
"en": "We have nowhere to go.",
"lg": "Ebiwundu bye byali bigenda biwona."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The organization helps the erderly to improve their liverihoods.",
"lg": "Ekitongole kiyamba okulongoosa obulamu bw'abakadde."
} | {
"en": "It is good to grow your talent.",
"lg": "Tetulina wa kugenda."
} |
{
"en": "The relationship between the two countries has improved.",
"lg": "Tuyinza tutya okukuwonya obwavu?"
} | {
"en": "The government will vaccinate students against coronavirus.",
"lg": "Gavumenti ejja kugema abayizi akawuka ka kkolona."
} | {
"en": "An open opportunity to find differing points of view.",
"lg": "Kikulu okutumbula ekitone kyo."
} |
{
"en": "How can we save you from poverty?",
"lg": "Zimbabwe yakola ensobi mu myezi egisooka omwenda mu nkumi bbiri kkumi na mwenda."
} | {
"en": "What are some of the benefits of bees?",
"lg": "Egimu ku misaso gy'enjuki gye giriwa?"
} | {
"en": "She spent the whole day cleaning.",
"lg": "Omukisa omuggule okufuna ebirowoozo eby'enjawulo."
} |
{
"en": "Zimbabwe made the mistake in the first nine months of two thousand nineteen.",
"lg": "Gavumenti egambye nti egenda kudaabiriza emidaala gy'akatale aka lukale."
} | {
"en": "The dog chased the thief.",
"lg": "Embwa yagoba omubbi."
} | {
"en": "I have moved from one school to another in the last two years.",
"lg": "Olunaku lwonna yalumaze ng'ayonja."
} |
{
"en": "The government has offered to renovate the stalls at the community market.",
"lg": "Kijja kukwetaagisa okwongeramu okutambula ng'oyanguwa."
} | {
"en": "\"I have run into them in academic forums, across the globe.\"",
"lg": "Mbasisinkanyeeko mu misomo egitali gimu mu nsi ezitali zimu."
} | {
"en": "The old taxi park is the biggest and busiest public transport terminal in Uganda.",
"lg": "Ntambudde mu masomero ag'enjawulo mu myaka ebiri egiyise."
} |
{
"en": "You'll need to walk a little faster.",
"lg": "Amazzi g'enkuba tegasbola kuyita mu kizibaawo kyange eky'enkuba."
} | {
"en": "My friend is not married.",
"lg": "Mukwano gwange si mufumbo."
} | {
"en": "The supporters said the Electoral Commission had made up the election results.",
"lg": "Paaka ya ttakisi enkadde y'esinga obunene n'okubaamu akayisanyo k'ebidduka by'olukale mu Uganda."
} |
{
"en": "Rainwater cannot penetrate into my raincoat.",
"lg": "Omuvuzi w'ekudduka ayinza atya okwewala okukola ensobi ku luguudo?"
} | {
"en": "The thieves normally come through that hole.",
"lg": "Ababbi bafubutukira nnyo mu kituli ekyo."
} | {
"en": "It is not so common to find women driving motorcycles in Uganda.",
"lg": "Abawagizi baagamba nti Akakiiko k'Eby'okulonda kaajingirira ebyava mu kulonda."
} |
{
"en": "How can a driver avoid making mistakes on the road?",
"lg": "Ttiimu yazannya bulungi."
} | {
"en": "The assessment report was not in favor of the boss.",
"lg": "Alipoota ekwata ku ntambuza y'emirimu teyabadde nnungi eri omukulu."
} | {
"en": "\"Accordingly, one rebel commander organized his fighters to carry out raids.\"",
"lg": "Tekitera kulabikalabika abakazi okuvuga ppikippiki mu Uganda."
} |
{
"en": "The team played so well.",
"lg": "Abantu b'engulu beetaga okufuna ebyobulamu eby'obwereere nga enkola y'ekizaala ggumba n'okukeberebwa akawuka ka mukeenenya."
} | {
"en": "Giving students theoretical knowledge only will not benefit them much.",
"lg": "Okuwa abayizi amagezi g'omu kibiina gonna tekujja kubagasa nnyo."
} | {
"en": "\"Traditional providers include herbalists, spiritual healers, traditional birth attendants, and hydrotherapists.\"",
"lg": "\"Noolwekyo, omu ku baduumizi b'abayeekera yategeka abalwanyi be okugenda okunyaga ente.\""
} |
{
"en": "People in the Northern region need free health services like family planning and HIV testing.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "New road signs have been put along Masaka road.",
"lg": "Obupande bw'oku nguudo obupya buteereddwa ku luguudo lw'e Masaka."
} | {
"en": "More people were recruited into the army.",
"lg": "\"Ab'ebyobuwangwa mulimu abatabuzi b'eddagala ly'ekinnansi, abasamize, ba mulerwa, n'abajjanjabisa amazzi.\""
} |
{
"en": "nan",
"lg": "Ennyumba erimu enjatika ez'amaanyi mu bisenge."
} | {
"en": "What happens in the market?",
"lg": "Biki ebibeera mu katale?"
} | {
"en": "Uganda had forty-seven airports.",
"lg": "Abantu bangi baayingiziddwa mu magye."
} |
{
"en": "That house has deep cracks in the walls.",
"lg": "Okulondamu obubondo kigasa demokulasiya okukola?"
} | {
"en": "I dreamt about a famine which is to strike the area.",
"lg": "Naloota ku njala egenda okugwa ku kitundu."
} | {
"en": "One can either be tested negative or positive for cancer.",
"lg": "Uganda yalina ebisaawe by'ennyonyi amakumi ana mu musanvu."
} |
{
"en": "Is targeted information necessary for democracy to function?",
"lg": "Ssente ezo zaali zabbibwa okuva mu nsawo y'eggwanga."
} | {
"en": "There are some many land conflicts in Uganda.",
"lg": "Waliwo obukuubagano ku ttaka bungi mu Uganda."
} | {
"en": "Everyone is advised to stay alert and calm in case they showcase coronavirus symptoms.",
"lg": "Omuntu ali okubeera ne kkookolo oba nga tamulina."
} |
{
"en": "This sum of money had been stolen from the national cash box.",
"lg": "Amabaala tegajja kuggulawo omwaka guno."
} | {
"en": "They have called out youths to join the sport.",
"lg": "Bakunze abavubuka okwegatta ku muzannyo."
} | {
"en": "Some girls in our village never wanted to get married.",
"lg": "Buli omu aweebwa amagezi okubeera bulindaala era nga mukkakkamu singa alaga obubonero bw'akawuka ka kolona."
} |
{
"en": "The bars will not be opened this year.",
"lg": "Emmotoka eyo yiye."
} | {
"en": "The criminal should be arrested.",
"lg": "Omuzzi w'emisango alina okukwatibwa."
} | {
"en": "Why is the experienced player starting on the bench?",
"lg": "Abawala abamu mu kyalo kyaffe baali tebaagala kufumbirwa."
} |
{
"en": "She owns that car.",
"lg": "Kyali kyetaagisa okuyiiya ekyuma ekirwanyisa embeera eyo etasanyusa."
} | {
"en": "People of Arua municipality need to elect a person who understands their problems.",
"lg": "Abantu mu munisipaali ya Arua beetaaga okulonda omuntu ategeera ebizibu byabwe."
} | {
"en": "He asked for a day off from work.",
"lg": "Lwaki omuzannyi omumanyirivu atandikira ku katebe?"
} |
{
"en": "It was necessary to design a device to control undesirable conditions.",
"lg": "Ddokita yagamba nti alina omulwadde ali mu bulumi obw'amaanyi."
} | {
"en": "Every district in Uganda has a hospital.",
"lg": "Buli disitulikiti mu Uganda erina eddwaliro."
} | {
"en": "No advertiser will spend his money when he knows the paper does not circulate",
"lg": "Yasabayo olunaku okuwummulamu ku mulimu."
} |
{
"en": "The doctor said he has a patient who is in a lot of pain.",
"lg": "Disitulikiti mu Uganda zikolebwa munisipaali n'amasaza."
} | {
"en": "Tenants need protection from the landlord's oppression.",
"lg": "Abapangisa beetaaga okutaasibwa ku kunyigirizibwa kwa bannanyini mayumba."
} | {
"en": "We were all shocked by the earthquake.",
"lg": "Tewali mulanzi ajja kufulumya ssente ze nga akimanyi nti olupapula terusaasaana"
} |
{
"en": "Districts in Uganda are comprised of municipalities and counties.",
"lg": "Gavumenti etuusa obuweereza obw'enjawulo eri abantu baayo."
} | {
"en": "Three regions are affected with the cattle infections.",
"lg": "Ebitundu bisatu bikoseddwa obulwadde bw'ebisolo."
} | {
"en": "It is not in a position to handle the daily entries.",
"lg": "Ffenna twafuna entiisa ya musisi."
} |
{
"en": "The government provides different services to its citizens.",
"lg": "Omusomesa yagamba nti bajja kutendeka abayizi baabwe mu bukugu obwoleke."
} | {
"en": "There will be an improvement in health service provision.",
"lg": "Wajja kubeerawo okutumbula mu mpeereza y'ebyobujjanjabi."
} | {
"en": "Happy Father's Day to all the fathers in the world.",
"lg": "Tekisoboka kati kukola ku biyingizibwa buli lunaku."
} |
{
"en": "The teacher said they would equip their students with more practical skills.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu basenga ku ttaka eryali ery'abatuuze mu kussoka."
} | {
"en": "My school has the best teachers in the country.",
"lg": "Essomero lyange lirina abasomesa abasinga mu ggwanga."
} | {
"en": "Which framework is to be used in the development of enterprise architecture.",
"lg": "Bataata bonna mu nsi tubaagaliza olunaku lwa bataata olw'essanyu."
} |
{
"en": "Refugees settle on land that originally belonged to nationals.",
"lg": "Okuyiwa emirundi egisinga kubaawo singa ebisuubirwa tebituukibwako."
} | {
"en": "That company has lost a great man.",
"lg": "Kampuni eyo efiiriddwa omusajja ow'omugaso ennyo."
} | {
"en": "Leadership comes from God.",
"lg": "Nkola ki erina okukozesebwa mu kukola enteekateeka ya bizinensi?"
} |
{
"en": "Disappointments usually happen if expectations are not met.",
"lg": "Bajja kuddamu okugabanya obuyambi bw'ebyobujjanjabi mu kitundu."
} | {
"en": "The judges were impressed by his pitch.",
"lg": "Abalamuzi baasanyukira ekisaawe kye."
} | {
"en": "\"So far, the circumcision process has been successful.\"",
"lg": "Obukulembeze buva eri Katonda."
} |
{
"en": "They will redistribute the health funds in the community.",
"lg": "Entebbe kye kisaawe ky'ennyonyi kyokka mu Uganda ekiri ku mutindo gw'ensi yonna."
} | {
"en": "Ambulances carry patients to the hospital.",
"lg": "Emmotoka ezitambuza abalwadde zitwala abalwadde mu ddwaliro."
} | {
"en": "The doctor has put my mother on oxygen to support her in breathing.",
"lg": "\"We buli kati, okukomola kutambudde bulungi.\""
} |
{
"en": "Entebbe is the only international airport in Uganda.",
"lg": "\"Gye tweyongera okukula, tuyiga ebintu bingi.\""
} | {
"en": "\"Without mosquito nets, there are high chances of getting malaria.\"",
"lg": "Awatali butimba bwa nsiri emikisa gy'okufuna omusujja gw'ensiri giri waggulu."
} | {
"en": "He was requested to sign in the visitors' book.",
"lg": "Ddokita atadde maama ku byuma ebissirizibwamu okumuyambako okussa."
} |
{
"en": "As we grow up we get to learn a lot of things.",
"lg": "Abakozi bekalakaasa olw'emisaala egitannaba kusasulirwa."
} | {
"en": "The team leader arrived yesterday.",
"lg": "Omukulembeze wa ttiimu yatuuse eggulo."
} | {
"en": "Uganda is one of the countries with the highest number of refugees.",
"lg": "Yasabibwa okuteeka omukono mu kitabo ky'abagenyi."
} |
{
"en": "The staff struck because of unpaid salaries.",
"lg": "Olina kuzannyira mu luggya lwo."
} | {
"en": "Everyone desires to have a good life.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "All public holidays are honored.",
"lg": "Uganda y'emu ku mawanga agalina omuwendo gw'Abanoonyiboobubudamu omungi."
} |
{
"en": "You have to play from your compound.",
"lg": "Abantu beetaaga okutegeezebwa ku ndwadde eziri mu kitundu."
} | {
"en": "Political parties were limited in their activities.",
"lg": "Ebibiina by'ebyobufuzi byakugirwa mu mirimu gyabyo."
} | {
"en": "He has weak body immunity.",
"lg": "Ennaku zonna ez'okuwummula zisibwamu ekitiibwa."
} |
{
"en": "People need to be acknowledged for the existing diseases in society.",
"lg": "Takwatagana na bba wa nnyina."
} | {
"en": "They wanted to meet the president last week.",
"lg": "Baali baagala kusisinkana pulezidenti wiiki ewedde."
} | {
"en": "You should learn to appreciate the little God has given you.",
"lg": "Alina omubiri omunafu."
} |
{
"en": "She is not in good terms with her step father.",
"lg": "Alipoota za gavumenti ziraga nti abankuseere nabo basobola okukwatibwa akawuka ka kolona."
} | {
"en": "I didn't expect to see him here.",
"lg": "Sisuubira kumulaba wano."
} | {
"en": "His son inherited all his property.",
"lg": "Olina okuyiga okusiima akatono Katonda k'abeera okuwadde."
} |
{
"en": "Government reports show that minors too can get infected with the coronavirus.",
"lg": "Abatuuze abamu baabadde basattira."
} | {
"en": "It is a quality that got him where he is now.",
"lg": "Omutindo gwe gw'amutuusa w'ali kati."
} | {
"en": "One of the government's priority is to provide agricultural equipment to the farmers.",
"lg": "Mutabani we yasikidde ebintu bye byonna."
} |
{
"en": "Some of the locals were panicking.",
"lg": "Abantu bonna bateekeddwa okugoberera amateeka g'eggwanga obudde bwonna."
} | {
"en": "The awards are categorized into three to cover the diversity in the sector.",
"lg": "Awaadi ezo zigwa mu biti bisatu okusobola okukwata ku nsonda ezitali zimu."
} | {
"en": "Rocks fell from the mountain and hit their small house.",
"lg": "Ekimu ku gavumenti by'ekulembezza kwe kuwa abalimi ebyeyambisibwa mu kulima."
} |
{
"en": "All people are obliged to follow the country's laws all the time.",
"lg": "Okubala kujja kumuyamba okuyiga okulowooza n'okufumiitiriza ennyo."
} | {
"en": "He will explain the new land laws.",
"lg": "Ajja kunnyonnyola amateeka g'ettaka amapya."
} | {
"en": "To be a Christian leader you must study theology.",
"lg": "Enjazi zaagwa okuva ku lusozi ne zikuba akayumba kaabwe akatono."
} |
{
"en": "Mathematics will help her develop logical and critical thinking.",
"lg": "Abagwira bonna balina okuba ne layisinsi okusobola okukola bizineesi mu ggwanga."
} | {
"en": "I found some children shooting mangoes in a tree using stones.",
"lg": "Nasanze abaana abamu bakuba emiyembe n'amayinja."
} | {
"en": "Some companies laid-off workers during the lockdown.",
"lg": "Okubeera omukulembeze w'abakrisitaayo olina okusoma ebyeddiini."
} |
{
"en": "All foreigners need licenses to operate businesses in this country.",
"lg": "Okubigika abaana emirimu egy'amaanyi kizibu kinene mu Afirika."
} | {
"en": "The patient died soon afterward.",
"lg": "Omulwadde yafudde amangu ddala oluvannyuma."
} | {
"en": "You need to wake up very early and read",
"lg": "Kampuni ezimu zaasalako abakozi mu kiseera ky'omuggalo."
} |
{
"en": "Child labor is a big problem in Africa.",
"lg": "Mufumbo era alina n'omwana omuwala wa myaka ettaano."
} | {
"en": "He was killed in a guest house.",
"lg": "Yattirwa mu nnyumba y'ekisulo ky'abagenyi."
} | {
"en": "How can we manage garbage?",
"lg": "Weetaaga okuzuukuka ku makya ennyo osome."
} |
{
"en": "He is married with a five year old daughter.",
"lg": "Ebibala baabikuŋŋaanyiriza mu nsawo ye."
} | {
"en": "The law enforcement officers arrested street vendors today in the morning.",
"lg": "Abo abakwasissa amateeka bakutte abatundira ebintu ku nguudo leero ku makya."
} | {
"en": "When is the project expected to start?",
"lg": "Tuyinza kukwasaganya tutya kasasiro?"
} |
{
"en": "The gathered the fruits in his bag.",
"lg": "Abaami abamu bagaanye bakyala baabwe okukola."
} | {
"en": "\"\"\"There were too many people, I didn't notice my old time friend.\"",
"lg": "\"\"\"Waaliwo abantu bangi nnyo, saategeera mukwano gwange bwe twazirunda.\""
} | {
"en": "After assessment government will communicate the framework of operation for learning institutions.",
"lg": "Pulojekiti esuubirwa kutandika ddi?"
} |
{
"en": "Some husbands have stopped their wives from working.",
"lg": "Ebibiina ebirala byazimbibwa okusobola okussaamu omuwendo gw'abayizi omunene."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Do not cut down the tree that gives you shade.",
"lg": "Oluvanyuma lw'okugezesa gavumenti ejja kulambika engeri amatendekero gye ganaatambulamu."
} |
{
"en": "Extra classrooms were constructed to accommodate the big number of students.",
"lg": "Akakiiko akaddukanya omupiira gw'ebigere mu Afirika kasuubira okutereeza enkaayana zaako ne Lagardere ku bisale ebitono."
} | {
"en": "Uganda's health system is composed of health services delivered to the public sector.",
"lg": "Ebyobulamu bya Uganda bizingiramu ebyobulamu gavumenti by'ewa abantu ba bulijjo."
} | {
"en": "She scored a goal for her football team.",
"lg": "Totema miti egikuyamba okuba n'ekisiikirize."
} |
{
"en": "The Confederation of African football hopes to settle disputes with Lagardere at a lower cost.",
"lg": "Ekituufu kiri nti sirowooza nti waliwo abadde asobola okutuvuganya."
} | {
"en": "The government should increase security on its borders.",
"lg": "Gavumenti erina okwongeza obukuumi ku nsalo zaayo."
} | {
"en": "The army employs very many Ugandans.",
"lg": "Yateebera tiimu ye ey'omupiira ggoolo."
} |
{
"en": "\"To be honest, I do not think our competitors can manage.\"",
"lg": "Engalo bazikozesa ki?"
} | {
"en": "The Muslims were asking for justice and equality.",
"lg": "Abasiraamu baali basaba bwenkanya na mwenkanonkano."
} | {
"en": "She is the only woman that contested for the presidency in the previous elections.",
"lg": "Amagye gawa Bannayuganda bangi emirimu."
} |
{
"en": "What are fingers used for?",
"lg": "Waliwo eyali abaddeko ku mwezi?"
} | {
"en": "He still resides at his parents' house.",
"lg": "Akyabeera mu maka g'abakadde be."
} | {
"en": "What does your friend eat these days?",
"lg": "Ye mukazi yekka eyavuganya ku bwapulezidenti mu kulonda okwayita."
} |
{
"en": "Has anyone been to the moon before?",
"lg": "Alina okuliwa olw'okwonoona emmotoka yange."
} | {
"en": "Conmen stole money from my mobile money account.",
"lg": "Abafere babba ssente ezaali ku akawunta yange ey'essimu."
} | {
"en": "President said that Olympic players will be paid by the government every month.",
"lg": "Mukwano gwo alya biki ennaku zino?"
} |
{
"en": "He has to pay for the damages he put on my car.",
"lg": "Yakyusa omutwe gwe antunuulire."
} | {
"en": "There are few donkeys in Uganda.",
"lg": "Mu Uganda mulimu endogoyi ntono."
} | {
"en": "Which company was contracted to construct the main gate at Makerere University?",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "He tilted his head just to look at me.",
"lg": "Ani asobola okuddukayo amangu ennyo?"
} | {
"en": "His wife and my sister are age mates.",
"lg": "Mukyalawe yenkanya emyaka ne muganda wange/mwannyinaze."
} | {
"en": "Many locals were surprised that some soldiers behaved relatively well.",
"lg": "Kampuni ki eyaweebwa omulimu ogw'okuzimba wankaaki omukulu owa yunivasite y'e Makerere?"
} |
{
"en": "Who can run there very fast?",
"lg": "Mwebale kubeera bayizi balungi!"
} | {
"en": "There are no funds allocated to the renovation of old buildings.",
"lg": "Tewali ssente zaateekeddwa ku kuddaabiriza bizimbe bikadde."
} | {
"en": "He claimed that the youths from the opposition side led the violence.",
"lg": "Abatuuze bangi abeewuunya nti abajaasi abamu beeyisa bulungi."
} |
{
"en": "Thank you for being good students!",
"lg": "Ojja kwejjusa ky'okola."
} | {
"en": "Girls have challenges that see them out of school.",
"lg": "Abawala balina ebibasoomooza ebibaviirako okuwanduka mu masomero."
} | {
"en": "The school director is going to address the students.",
"lg": "Yalumirizza nti abavubuka okuva ku ludda oluvuganya be baakulembeddemu akatanguko."
} |
{
"en": "You will regret what you are doing.",
"lg": "Abasomesa balina bulijjo okulambika abayizi baabwe."
} | {
"en": "Only students with health conditions will be excused from athletics.",
"lg": "Abayizi abalina ensonga ezeekuusa ku by'obulamu be bokka abatajja kwenyigira mu kudduka."
} | {
"en": "She presented a report.",
"lg": "Nnannyini ssomero agenda kwogerako eri abayizi."
} |
{
"en": "Teachers should always guide their students.",
"lg": "Abakadde balina eddembe okufuna obujjanjabi."
} | {
"en": "We should wash our hands regularly.",
"lg": "Tulina okunaaba engalo zaffe buli kadde."
} | {
"en": "The names and symbols of the political candidates were displayed on the ballot paper.",
"lg": "Yasoma alipoota."
} |
{
"en": "Older people have a right to health.",
"lg": "Sisobola kwenyigira mu bulogo."
} | {
"en": "He died yesterday morning.",
"lg": "Yafudde ggulo ku makya."
} | {
"en": "The killers came into the house a few days earlier.",
"lg": "Amannya n'obubonero bw'abeesimbyewo byassibwa ku kakonge okulonderwa."
} |
{
"en": "I cannot involve myself in witchcraft.",
"lg": "\"Enkola z'okuvuba ezedda kuliko okukozesa ebisero, emitego, n'obutimba bw'ensiri.\""
} | {
"en": "We have to come up with solutions to overcome gender-based violence in homes.",
"lg": "Tulina okuvaayo n'ebisola okukolebwa okusobola okugonjoola obutakkaanya mu nkula y'abantu mu maka."
} | {
"en": "\"If we want to finish faster, we have to work together.\"",
"lg": "Abassi baayingira mu nnyumba ennaku ntono emabega."
} |
{
"en": "\"Traditional fishing methods include the use of baskets, traps and mosquito nets.\"",
"lg": "Obudde bubuguma ekimala."
} | {
"en": "They will begin getting weekly allowances next year.",
"lg": "Bajja kutandika okusasulwa ensimbi ezitali ku musaala eza buli sabbiiti omwaka ogujja."
} | {
"en": "The youths should not engage in early marriages.",
"lg": "\"Bwe tuba twagala okumaliriza amangu, tulina okukolera wamu.\""
} |
{
"en": "The climate is sufficiently warm.",
"lg": "Amagye gaawambye emmundu zonna okuva ku bayeekera."
} | {
"en": "Politics shouldn't be mixed with cultural matters.",
"lg": "Obufuzi tebulina kugatibwa na nsonga za bya buwangwa."
} | {
"en": "Her latest article in German can be read here in our journal.",
"lg": "Abavubuka tebalina kwenyigira mu bufumbo nga bakyali bato."
} |
{
"en": "The army confiscated all the guns from the rebels.",
"lg": "Omukyala ono aseka buli kiseera."
} | {
"en": "People have been advised to start saving money for their future.",
"lg": "Abantu bakubiriziddwa okutandika okuterekawo ssente ezinaabayamba mu biseera eby'omu maaso."
} | {
"en": "We have eaten irish potatoes today.",
"lg": "Ekiwandiiko kye kye yakafulumya mu Lugirimaani kisobola okusomebwa wano mu kitabo kyaffe."
} |
{
"en": "This lady laughs every time.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The ambulance driver was arrested for taking money from patients before taking them to the hospital.",
"lg": "Omuvuzi wa ambyulensi yakwatibwa olw'okuba yaggyanga ssente ku balwadde nga tannabatwala mu ddwaliro."
} | {
"en": "He was required to have an identity card.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The director recognized the two employees for their contribution to the company's success.",
"lg": "Okuwaayo okulala kwanirizibwa olw'okuyimirizaawo emirimu gy'ekkanisa."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The spirits possessed the girl.",
"lg": "Kyali kimwetaagisa okubeera n'endagamuntu."
} |
{
"en": "More contributions are always welcome for church activities.",
"lg": "Yawangula omusango gwa kkooti."
} | {
"en": "I heard your father talking about the water issue over the radio.",
"lg": "Nnawulidde kitaawo nga ayogera ku nsonga y'amazzi ku leediyo."
} | {
"en": "The owls are very rare birds.",
"lg": "Emizimu gyakwata omuwala."
} |
{
"en": "He won the court case.",
"lg": "Abantu bayamba mu bukuumi nga balwanyisa emisango."
} | {
"en": "He is the new owner of the shop.",
"lg": "Ye nnannyini dduuka omuggya."
} | {
"en": "Women should be trained in financial management methods in cooperatives.",
"lg": "Ebiwuugulu binyonyi bya kkekwa."
} |
{
"en": "The public helps security in fighting crime.",
"lg": "Gavumenti essa ekitiibwa mu bufumbo obumu ate obulala bumanyibwa ba nnyinibwo."
} | {
"en": "The company is known by many people.",
"lg": "Kkampuni emanyiddwa abantu bangi."
} | {
"en": "Police have arrested a man for stealing his neighbour's cow.",
"lg": "Abakyala bateekeddwa okutendekebwa mu ngeri y'okukwatamu ensimbi mu bibiina by'obwegassi."
} |
{
"en": "Some marriages are recognized by the state and others by the people involved.",
"lg": "Ba minisita ba kabineeti baweereza abantu ku lwa gavumenti."
} | {
"en": "Some officials have doubts about bridge construction.",
"lg": "Abakungu abamu balina okubuusabuusa ku kuzimba olutindo."
} | {
"en": "He was falsely accused but let us wait for the court ruling.",
"lg": "Poliisi ekutte omusajja lwa kubba nte ya muliraanwa we."
} |
{
"en": "The cabinet ministers serve the public on behalf of the government.",
"lg": "Yayambako omukazi okwetikka enku ze."
} | {
"en": "Many religious leaders attended the event.",
"lg": "Omukolo gwetabwako bannaddiini bangi."
} | {
"en": "People have continued to acquire COVID-19.",
"lg": "Yavunaanibwa mu bukyamu naye ka tulinde ensala ya kkooti."
} |
{
"en": "She helped the woman to carry her firewood.",
"lg": "Buli atagondera biragiro bya pulezidenti mu muggalo guno ajja kukwatibwa."
} | {
"en": "He got a lot of wealth from his clothing business.",
"lg": "Yafuna ssente nnyingi okuva mu bizinensi ye ey'engoye."
} | {
"en": "The builders have raised the roof of the building.",
"lg": "Abantu beeyongedde okufuna ssenyiga omukambwe."
} |
{
"en": "Whoever does not obey the president's directives in this lockdown will be arrested.",
"lg": "Abalwadde beetaaga okulabirirwa."
} | {
"en": "She misplaced her phone somewhere around the office.",
"lg": "Essimu ye yagibuliza awantu awaliranye woofiisi."
} | {
"en": "People no longer go to the district offices to approve their construction plans",
"lg": "Abazimbi bawanise akasolya k'ekizimbe."
} |
{
"en": "Sick patients need to be cared for.",
"lg": "Omuyungiro gw'ebitundu ebissa mu mubiri gulina mugaso ki?"
} | {
"en": "It might rain in the afternoon.",
"lg": "Enkuba eyinza okutonnya mu ttuntu."
} | {
"en": "The family sued the hospital for negligence.",
"lg": "Abantu tebakyagenda mu yafeesi za disitulikiti okuyisa enteekateeka zabwe ez'okuzimba"
} |
{
"en": "What is the function of the respiratory system in the body?",
"lg": "Baagambye nti yeeyisa bubi."
} | {
"en": "The African continent is made up of many countries.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Some countries are under military regimes.",
"lg": "Famire yaloopye eddwaliro mu mbuga z'amateeka lwa bulaggajjavu."
} |
{
"en": "They said that her conduct was bad.",
"lg": "Disitulikit yafunye abantu abalala abaakwatiddwa ekirwadde ekikambwe."
} | {
"en": "We filled the store with food.",
"lg": "Eggwanika twalijjuza emmere."
} | {
"en": "The tall boy was blocking me from seeing the work on the blackboard.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The district registered new cases of the deadly virus.",
"lg": "Ebikolwa bye ebibi byonoona ekifaananyi ky'ensi yaffe."
} | {
"en": "They ensured that the new government gets no foreign assistance.",
"lg": "Bakakasa nti gavumenti empya tefuna buyambi kuva mu nsi za bweru."
} | {
"en": "Some government officials misuse money collected from taxes.",
"lg": "Omulenzi omuwanvu yali ansiikiriza okulaba omulimu ogwali ku lubaawo."
} |
{
"en": "His bad acts are tarnishing the image of our country.",
"lg": "Omukulembeze yagamba nti essira alitadde ku kwongera kuzimba masomero mu byalo."
} | {
"en": "He is the editor of that magazine.",
"lg": "Ye musunsuzi w'akatabo k'amawulire ako."
} | {
"en": "Parents asserted that students should behave well in society.",
"lg": "Abakulu abamu mu gavumenti bakozesa bubi ensimbi ezisooloozebwa mu misolo."
} |
{
"en": "The leader said he is focusing on putting up more schools in rural areas.",
"lg": "Omanyi omugaso gwo mu bulamu?"
} | {
"en": "Kenya is the most affected country in East Africa by the coronavirus .",
"lg": "Kenya y'esize okukosebwa akawuka ka kolona mu East Africa."
} | {
"en": "Higher rental income tends to be charged higher rental tax.",
"lg": "Abazadde bakkaatiriza nti abayizi bateekeddwa okweyisa obulungi mu kitundu."
} |
{
"en": "Do you know your purpose in life?",
"lg": "Yagaana okuwuliriza abantu abaamuwa amagezi."
} | {
"en": "The debate about the country’s leadership has been conducted earlier.",
"lg": "Guno si gwe mulundi ogusoose ensonga ekwata ku bukulembeze bw'eggwanga lino okukubaganyizibwako ebirowoozo."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Ssente z'obupangisa ennyingi ziggyibwako omusolo gw'obupangisa mungi."
} |
{
"en": "He refused to listen to people who offered him advice.",
"lg": "Abantu bangi baagala okumala ebiseera byabwe eby'eddembe ku mbalama z'ennyanja."
} | {
"en": "Students should always be disciplined.",
"lg": "Abayizi bateekeddwa okubeera n'empisa.."
} | {
"en": "My daughter's role in the school play was to serve the queen.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Many people like to spend their free time at the beach.",
"lg": "Okola mulimu ki?"
} | {
"en": "He has brought your money.",
"lg": "Aleese ssente zo."
} | {
"en": "He was tortured to death.",
"lg": "Obuvunaanyizibwa bwa muwala wange mu muzannyo gw'essomero bwali kuweereza nnaabakyala."
} |
{
"en": "What is the nature of your work?",
"lg": "Abagenyi abawera aba wano n'abava mu nsi ez'enjawulo baakubaawo."
} | {
"en": "Everyone deserves an opportunity.",
"lg": "Buli muntu asaana aweebwe omukisa."
} | {
"en": "A mother's role is to ensure that her children are well-fed.",
"lg": "Baamutulugunya mpaka lwe yafa."
} |
{
"en": "A number of both local and international visitors to attend",
"lg": "Obukiikakkono bwa Uganda bunyuma."
} | {
"en": "I wonder why he left the desk so quickly.",
"lg": "Nneebuuza lwaki yavudde ku ntebe mangu."
} | {
"en": "The ministry is responsible for the coordination of all refugee matters in the country.",
"lg": "Obuvunaanyizibwa bwa maama kwe kukakasa nti abaana be balidde bulungi."
} |
{
"en": "Northern Uganda is an interesting region.",
"lg": "Bamaama abali embuto balina okufaayo ennyo ndya yaabwe."
} | {
"en": "We can increase company sales if we advertise the juice to potential customers.",
"lg": "Tusobola okwongeza ku muwendo gw'ebitundibwa mu kkampuni singa omubisi tumulanga eri abantu be tusuubira okumugula."
} | {
"en": "People need to shift from tobacco growing to other crops to benefit more.",
"lg": "Minisitule evunaanyizibwa ku kukwasaganya ensonga z'ababudami zonna mu ggwanga."
} |
{
"en": "Expectant mothers should be very mindful of their diet.",
"lg": "Mukyala we yazaalira mu ddwaliro ly'e Mulago."
} | {
"en": "He diverted the church funds to personal use.",
"lg": "Ssente z'ekkanisa yazizza mu bibye."
} | {
"en": "The bishop informed people to support church activities.",
"lg": "Abantu beetaaga okukyusa okuva ku kulima taaba badde ku birime ebirala ebigasa ennyo."
} |
{
"en": "His wife was delivered from Mulago hospital.",
"lg": "Bwakabaka ki obusinga okuba obw'ettutumu mu Uganda?"
} | {
"en": "Ugandans are friendly people.",
"lg": "Bannayuganda bantu balungi nnyo."
} | {
"en": "\"When I was young, I used to think that men do not cry.\"",
"lg": "Omulabirizi yategezezza abantu okuwagira emirimu gy'ekkanisa."
} |
{
"en": "Which is the most famous kingdom in Uganda?",
"lg": "Omukulembeze yatuuza olukiiko okukubaganya ebirowoozo ku kireeseewo okwekalakaasa."
} | {
"en": "Business people pay taxes to the government.",
"lg": "Abantu abalina bizinensi basasula omusolo eri gavumenti."
} | {
"en": "He sold his car and bought a piece of land.",
"lg": "Bwe nali omuto nalowoozanga nti abasajja tebakaaba."
} |
{
"en": "The leader held a meeting to discuss what had caused the demonstrations.",
"lg": "Abantu abaakosebwa baaweebwa amagezi okuva mu kitundu ekyo badde mu kirala."
} | {
"en": "Children should respect their elders.",
"lg": "Abaana balina okuwa bakulu baabwe ekitiibwa."
} | {
"en": "She will always be remembered for her great contribution to the country.",
"lg": "Yatunda emmotoka ye n'agula ekitundu ky'ettaka."
} |
{
"en": "Affected people were advised to relocate to other areas.",
"lg": "Kumpi enguudo za koolaasi zonna ezaasangwawo ziddaabiriziddwa era n'empya ne zizimbibwa."
} | {
"en": "A personal assessment will be carried out for records and archives purposes.",
"lg": "Okwekebejja omuntu kujja kukolebwa okukuuma n'okutereka ebiwandiiko."
} | {
"en": "Students will be dealt with accordingly.",
"lg": "Ajja kujjukirwanga olw'ebirungi bye yakolera eggwanga."
} |
{
"en": "Almost all preexisting tarmac roads have been rehabilitated and new ones constructed.",
"lg": "Maamawo aliwa?"
} | {
"en": "His mother is very sick.",
"lg": "Nnyina mulwadde nnyo."
} | {
"en": "His body spent two weeks in the morgue at Mulago hospital.",
"lg": "Abayizi bajja kukolebwako nga bwekyalagirwa."
} |
{
"en": "Where is your mother?",
"lg": "Empologoma teyamulya."
} | {
"en": "An electricity pole fell and killed three people.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Where is the new girl?",
"lg": "Omubiri gwe gwamala wiiki bbiri nga guli mu ggwanika ly'eddwaliro ly'e Mulago."
} |
{
"en": "The lion did not eat him.",
"lg": "Abapunta bakola ki?"
} | {
"en": "Political analysts have criticized the president’s most recent statement.",
"lg": "Abayungulula ebyobufuzi bakolokose ebyasembyeyo okwogerwa pulezidenti."
} | {
"en": "Pupils have a poor foundation.",
"lg": "Omuwala omupya ali ludda wa?"
} |
{
"en": "What do surveyors do?",
"lg": "Yagamba nti bataata abamu balagajjalira obuvunaanyizibwa bwabwe eri abaana baabwe."
} | {
"en": "He is a member of a Rotary club.",
"lg": "Mmemba mu kibiina kya Lotale."
} | {
"en": "People embrace faster means of transport.",
"lg": "Abayizi balina omusingi omubi."
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.