test dict | train dict | val dict |
|---|---|---|
{
"en": "Youths should embrace practical skills to fight joblessness.",
"lg": "Gavumenti egezaako okukuuma obutonde bw'ensi nga ewa abantu ensigo z'emiti okusimba."
} | {
"en": "She put the sweet into her mouth.",
"lg": "Swiiti yamuteeka mu kamwa ke."
} | {
"en": "She asked for the money that she lent him two weeks ago.",
"lg": "Aba famire baagwaamu ekikangabwa olw'okufa kwa muganda waabwe/mwannyinaabwe okw'ekibwatukira."
} |
{
"en": "The government is trying to preserve the environment by giving people tree seedlings to plant.",
"lg": "Amagye tegaabulwako ku bikozesebwa newankubadde nga baayita mu mbeera enzibu."
} | {
"en": "Why was she beaten?",
"lg": "Baamukubira ki?"
} | {
"en": "She failed to read the word because she had never heard of it before.",
"lg": "Yamusabye ssente ze yamuwola wiiki bbiri eziyise."
} |
{
"en": "The troops never lacked supplies despite the hostile conditions.",
"lg": "Enkola erina okuteekebwawo okubonereza abasomesa abayosa mu masomero."
} | {
"en": "The projects will run for a period of two months.",
"lg": "Pulojeekiti ejja kumala emyezi ebiri."
} | {
"en": "They need more land.",
"lg": "Yalemererwa okusoma ekigambo kubanga yali takiwulirangako."
} |
{
"en": "The measure should be put in place to punish absent teachers in schools.",
"lg": "Ebyamaguzi ebiva ebweru birina okukkirizibwa nga tebinnayingira mu ggwanga."
} | {
"en": "Some parents abandon their disabled children.",
"lg": "Abazadde abamu basuulawo abaana abaliko obulemu."
} | {
"en": "The bank only requires stability to extend opportunities for the people of West Nile.",
"lg": "Beetaaga ettaka eddala."
} |
{
"en": "Imported goods have to be cleared into the country.",
"lg": "Maama wange yaliyirirwa gavumenti olw'ebintu bye ebyayonoonebwa."
} | {
"en": "The girls left quietly without even saying goodbye to the old woman.",
"lg": "Abawala baagenda kimpoowooze nga ne nnamukadde tebamusiibudde."
} | {
"en": "The dead body was taken to the hospital for cross-examination.",
"lg": "Bbanka eyagala butebenkevu bwokka okwongeza emikisa eri abantu ba West Nile ."
} |
{
"en": "My mother received compensation from the government for the damage caused to her property.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okwongera okunoonya Katonda."
} | {
"en": "Having a land title for your land is better than having a sales agreement.",
"lg": "Okuba n'ekyapa ky'ettaka lyo kisinga okuba n'endagaano y'obuguzi."
} | {
"en": "Agents act on behalf of others.",
"lg": "Omulambo gwatwalibwa mu ddwaliro okugwekebejja."
} |
{
"en": "People should seek to know God more.",
"lg": "Yannyanjulira mukwano gwe."
} | {
"en": "The speed of twenty-first-century information dissemination makes this maxim quaint.",
"lg": "Obwangu bw'okusaasaana kw'obubaka bw'ekyasa eky'abiri mu ekimu kifuula kino ekikadde."
} | {
"en": "Women are being empowered for development .",
"lg": "Bakitunzi bakola ku lw'abalala."
} |
{
"en": "She introduced me to her friend.",
"lg": "Abalwadde bateekebwa mu kalantiini lwa nsonga za bya bulamu."
} | {
"en": "Uganda Airlines has four planes.",
"lg": "Uganda airlines erina ennyonyi nnya."
} | {
"en": "\"Whenever I have plenty, I share it with others.\"",
"lg": "Abakazi batumbuddwa okukulaakulana."
} |
{
"en": "Patients are quarantined for health purposes.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "\"In the legislative elections of 1906, he was a candidate.\"",
"lg": "nan"
} | {
"en": "He has signed a contract with another football team.",
"lg": "Buli lw'embeera n'ekyengera ngabana n'abalala."
} |
{
"en": "It is wasteful to cook excess food and eventually throw it away.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Nobody used to recognize him because he was very poor.",
"lg": "Tewali yamufangako kubanga yali mwavu nnyo."
} | {
"en": "He pays his house rent on a monthly basis.",
"lg": "Asizza omukono ku ndagaano ne tiimu y'omupiira endala."
} |
{
"en": "Don’t you know how to swim?",
"lg": "Engeri yokka ey'okutuukamu ku woofiisi enkulu eza bbanka eyo kwe kugenda mu makkati g'ekibuga."
} | {
"en": "Twenty-one Uganda People Defense Force Officers have trained.",
"lg": "Boffiisa ba Uganda People's Defence Force abiri mu omu baatendekeddwa."
} | {
"en": "The government is trying to educate parents on ways to protect their children's rights",
"lg": "Ssente ez'okupangisa ennyumba azisasula buli mwezi."
} |
{
"en": "The only way to access the head office of that bank is by going to the city center.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The country came second in the African Cup of Nations.",
"lg": "Eggwanga lyakwata kyakubiri mu kikopo ky'Amawanga ga Afirika."
} | {
"en": "Morocco is the most visited country in Africa.",
"lg": "Gavumenti egezaako okusomesa abazadde ku ngeri y'okukuumamu obuweebwa bw'abaana baabwe"
} |
{
"en": "The president was not happy with the conduct of security agencies.",
"lg": "Abakazi abasalawo okwewandiisa ate tebajjumbira kwetabamu."
} | {
"en": "My country qualified for the football finals.",
"lg": "Ensi yange yayitamu ku mpaka z'okusamba omupiira ogw'akamalirizo."
} | {
"en": "Contractors should aim at providing very high-quality services.",
"lg": "Morocco ly'eggwanga mu Afirika erisinga okukyalibwamu.."
} |
{
"en": "The women who do choose to enroll often have low attendance rates.",
"lg": "Yagaana okusasula ebisale bye eby'ekisulo."
} | {
"en": "Farmers use the water from the lake for irrigation.",
"lg": "Abalimi bakozesa amazzi agava mu nnyanja okufukirira ebirime."
} | {
"en": "They laughed and mocked him because they thought he was crazy.",
"lg": "Ba-kkontulakita balina okufuba okukola emirumu gy'omutindo."
} |
{
"en": "She refused to pay her hostel fees.",
"lg": "Tajja kukikkiriza mu lwatu ng'omukulembeze."
} | {
"en": "His parents cannot afford taking care of him at the hospital.",
"lg": "Bazadde be tebasobola kumulabirira ng'ali mu ddwaliro."
} | {
"en": "He greeted us in a firm loud voice.",
"lg": "Baaseka ne bamukyookooza kubanga baalowooza tategeera."
} |
{
"en": "\"As a leader, he won’t admit it in public.\"",
"lg": "Okufiirwa okwo kuva ku kuba nti tutadde ssente nnyingi mu by'amafuta."
} | {
"en": "Qualified health officers should manage health roles.",
"lg": "Abasawo balina okuddukanya emirimu gy'ebyobulamu."
} | {
"en": "Why were Europeans interested in colonizing African countries?",
"lg": "Yatubuuzua mu ddoboozi ery'omwanguka."
} |
{
"en": "The losses are arising out of a major investment in the oil sector.",
"lg": "\"Singa wabaawo ekikolebwa ekikyamu, genda ku poliisi okole sitatimenti.\""
} | {
"en": "He made very high door frames at his entrance.",
"lg": "Yakola emyango emiwanvu ennyo gye yassa w'ayingirira."
} | {
"en": "They haven't paid our rent for the last six years.",
"lg": "Lwaki Abazungu baayagala okufuga amawanga ga Afirika?"
} |
{
"en": "\"In case of any wrong doing, go and make a statement at the police station.\"",
"lg": "\"\"\"Oyo ayinza okuba nga ye mmange?\"\" omwana gw'endogoyi gwebuuza.\""
} | {
"en": "Some designers re-produced the barkcloth after independence.",
"lg": "Ab'emisono abamu baddamu okukola embugo oluvannyuma lw'ameefuga."
} | {
"en": "She has been appointed as the new head of the computer department.",
"lg": "Bamaze emyaka mukaaga nga tebatusasula za bupangisa."
} |
{
"en": "\"Could that be my mother?\"\" the baby donkey wondered.\"",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Some projects are entirely funded by the government.",
"lg": "Pulojeekiti ezimu gavumenti y'eziteekamu ssente."
} | {
"en": "\"In that country, no one is allowed to beat children except their parents.\"",
"lg": "Alondeddwa ng'akulira ekitongole kya kompyuta omuggya."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "Abantu balina okwenyigiranga mu nteekateeka z'obuyonjo."
} | {
"en": "Do as the doctors have commanded you to.",
"lg": "Kola nga abasawo bwe bakugambye."
} | {
"en": "We will imprison him if he does not change his behavior.",
"lg": "\"Mu ggwanga eryo, tewali akkirizibwa kukuba mwana okuggyako muzadde we.\""
} |
{
"en": "Communities should participate in regular cleanliness drives.",
"lg": "Ensimbi zaali ziteekeddwa kutumbula bintu ebigasiza abantu awamu mu kitundu."
} | {
"en": "She was a dreamer.",
"lg": "Yali muloosi."
} | {
"en": "He was a taxi driver before he ran mad.",
"lg": "Tujja kumusiba singa takyusa nneeyisa ye."
} |
{
"en": "The funds were meant to improve infrastructure in the region.",
"lg": "Okubba si muze mulungi."
} | {
"en": "His wife does not know how to mingle millet flour.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "I shared my videos and pictures with my friend through WhatsApp.",
"lg": "Yali ddereeva wa takisi nga tannagwa ddalu."
} |
{
"en": "Stealing is not a good practice.",
"lg": "Olutuula omwasomeddwa embalirira lwaweerezeddwa ku laadiyo."
} | {
"en": "He climbed up the tree like a monkey.",
"lg": "Yawalampa omuti ng'enkima."
} | {
"en": "The patient was given food to gain strength.",
"lg": "Nasindikira mukwano gwange viidiyo n'ebifaananyi byange nga nkozesa WhatsApp."
} |
{
"en": "The budget reading session was aired on radio.",
"lg": "Mu kkuumiro ly'ebisolo erya Murchison Falls National Park waliyo entugga nnyingi nnyo."
} | {
"en": "Tourism is a major source of government revenue.",
"lg": "Ebyobulambuzi gwe mukutu gavumenti mw'esinga okuggya omusolo."
} | {
"en": "Some Ugandan footballers play for big clubs in other countries.",
"lg": "Omulwadde yaweereddwa emmere afune amaanyi."
} |
{
"en": "There are very many giraffes in Murchison Falls National Park.",
"lg": "Omuwendo gw'abaana abazaalibwa gweyongedde mu Uganda."
} | {
"en": "People in the affected areas will be expected to stay home.",
"lg": "Abantu ab'omu bitundu ebikoseddwa bajja kusuubirwa okusigala ewaka."
} | {
"en": "Candidates should follow specific rules and regulations.",
"lg": "Abamu ku bazannyi b'omupiira mu Uganda bazannyira ttiimu ennene mu nsi endala."
} |
{
"en": "There is an increase in the birth rate in Uganda.",
"lg": "Obutuju musango oguvunaanibwa mu mateeka."
} | {
"en": "She is now begging for money on the streets.",
"lg": "Kati asabiriza ssent ku nguudo."
} | {
"en": "He is the richest man in the village.",
"lg": "Waliwo obulagirizi n'amateeka abeesimbyewo bye balina okugoberera."
} |
{
"en": "Terrorism is a crime that is punishable by law.",
"lg": "Olunaku lwa jjo maama wange yawaddeyo emmere eri amaka ga bamulekwa."
} | {
"en": "He is a farmer.",
"lg": "Mulimi."
} | {
"en": "He lost his school identity card.",
"lg": "Ye musajja asinga obugagga ku kyalo."
} |
{
"en": "My mother donated food to the orphanage yesterday.",
"lg": "Yaswazibwa mu muzannyo gw'abakyala."
} | {
"en": "He went to collect grass from the bush.",
"lg": "Yagenze kunona muddo ku ttale."
} | {
"en": "Some of the refugees are good people.",
"lg": "Ndagamuntu ye ey'essomero yamubuzeeko."
} |
{
"en": "He was embarrassed during the women's game.",
"lg": "Yazina n'omusajja okumala essaawa ezisukka mu ssatu."
} | {
"en": "The Presbyterian Church in Uganda has a hundred to two hundred congregations.",
"lg": "Ekkanisa ya Presbyterian mu Uganda erina abagoberezi kikumi ku bikumi bibiri."
} | {
"en": "Cars need to be kept in good mechanical condition for them to last longer.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abamu bantu balungi."
} |
{
"en": "She danced with the man for more than three hours.",
"lg": "Abatuuze basiiba mu kutya."
} | {
"en": "I don’t remember saying such words.",
"lg": "Ssijjukira kwogera bigambo bityo."
} | {
"en": "What is the reason behind their struggle?",
"lg": "Emmotoka zirina okukanikibwa obulungi okusobola okuwangaala."
} |
{
"en": "The residents live in continuous fear of criminals.",
"lg": "Nnyina alima wootameroni mu nnimiro lye."
} | {
"en": "Some people can mistake a common cold for COVID-19.",
"lg": "Abantu abamu basobola okutwala ssennyiga owa bulijjo okuba COVID-19."
} | {
"en": "Many people living with the viral infection lose their jobs because of their status.",
"lg": "Nsonga ki eri emabega w'okulafuubana kwabwe?"
} |
{
"en": "Her mother grows watermelons on her farm.",
"lg": "Okuwozesebwa mu kkooti kusuubirwa okweyongera mu maaso okumala emyezi essatu."
} | {
"en": "There is a Nigerian emblem made of shining metal.",
"lg": "Waliwo akabonero ka Nigeriya akaakolebwa mu kyuma ekimasaamasa."
} | {
"en": "Journalists have condemned the suspension of their colleagues.",
"lg": "Abantu bangi abalina akawuka bafiirwa emirimu gyabwe olw'embeera yaabwe."
} |
{
"en": "The court trial is expected to continue for three months.",
"lg": "\"Weewaawo abantu abamu bagagga nnyo, abalala baavu nnyo.\""
} | {
"en": "The gear is strategically set as a barrier.",
"lg": "Ekitimba kitegebwa mu kifo ekituufu okukola ng'omuziziko."
} | {
"en": "Taxpayers should clear the payments in time.",
"lg": "Bannamawulire bavumiridde eky'okuyimiriza kwa bannaabwe."
} |
{
"en": "\"While some people are very rich, others are very poor.\"",
"lg": "Olukiiko lwaffe lwaggweeredde mu kulwanagana wakati wa bammemba."
} | {
"en": "Our medics are working hand in hand with centres for disease control.",
"lg": "Abasawo baffe bakolagana n'ebitongole ebiziyiza endwadde."
} | {
"en": "The new government looks at reviving the economy.",
"lg": "Abasasula omusolo balina okugusasula mu budde."
} |
{
"en": "Our meeting ended in a fight between the members.",
"lg": "Essomero lyeetaaga ensimbi endala okumaliriza pulojekiti."
} | {
"en": "People are going to the villages to spend the festive season",
"lg": "Abantu bagenda mu byalo okubeerayo mu biseera by'nnaku enkulu"
} | {
"en": "A new administration block was constructed at the university.",
"lg": "Gavumenti empya eruubirira kuzza ngulu byanfuna bya ggwanga."
} |
{
"en": "The school needs more money to complete the project.",
"lg": "Kiwa amagezi amalungi ku ngeri y'okuteeseganyaamu."
} | {
"en": "Everyone laughed behind his back.",
"lg": "Buli omu bwe yaddanga ebbali ng'amusekerera."
} | {
"en": "They have failed to ask whether the decision is permanent or uncertain.",
"lg": "Ekizimbe ekipya okuddukanyizibwa emirimu gy'obukulembeze kyazimbibwa ku ssettendekero."
} |
{
"en": "It offers valuable insight into the fine points of negotiating.",
"lg": "Munnamawulire yatuntuzibwa poliisi."
} | {
"en": "Hepatitis can be prevented if one takes the three vaccines",
"lg": "Obulwadde bw'ekibumba busobola okutangirwa singa omuntu agemebwa emirundi esatu"
} | {
"en": "Parking of motor vehicles on that fuel filling station is prohibited.",
"lg": "Balemeddwa okubuuza obanga ekisaliddwawo kya nkomeredde oba si kya nkomeredde."
} |
{
"en": "The Journalist was harassed by the police.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Some trees are cut for charcoal burning.",
"lg": "Emiti egimu gitemebwa kwokyamu manda."
} | {
"en": "Lack of self-confidence can lead to sexual harassment.",
"lg": "Okusimba emmotoka ku ssundiro ly'amafuta eryo tekikkirizibwa."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "Ekkolero terirambika bulungi ku ani avunaanyizibwa ku byensimbi."
} | {
"en": "We have hosted four matches so far.",
"lg": "Tukyazizza emipiira ena kati."
} | {
"en": "The earlier protocol on traffic structure had a more impact on Boda Boda riders.",
"lg": "Obutekkiririzaamu buyinza okuleetawo okukabassanyizibwa."
} |
{
"en": "The industry lacks clarity about who is in charge of the finances.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Girls should avoid moving out of home at night.",
"lg": "Abawala basaanidde okwewala okutambula ekiro."
} | {
"en": "I found the goats eating the cassava in your garden.",
"lg": "Enkola eyasooka okugobererwa mu by'entambula yakosa nnyo abavuzi ba bodabooda."
} |
{
"en": "The journalist reported that many people were sad because of the lockdown.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The parish council held a meeting to discuss the land dispute.",
"lg": "Akakiiko k'omuluka katuuza olukiiko okuteesa ku nkaayana z'ettaka."
} | {
"en": "We need prayers in our daily lives.",
"lg": "Nasanze embuzi zirya muwogo ali mu nnimiro yo."
} |
{
"en": "The teacher found two students copying during the English exam.",
"lg": "Sifunanga kwongezebwa ku musaala mu myaka esatu."
} | {
"en": "Transparency is very important in a relationship.",
"lg": "Obwerufu kya mugaso nnyo mu nkolagana."
} | {
"en": "Parents have acquired knowledge to respond to challenges of the girl child.",
"lg": "Twetaaga essaala mu bulamu bwaffe obwa bulijjo."
} |
{
"en": "I haven't had a pay raise in three years.",
"lg": "Kati okulonda tekulina nnyo makulu."
} | {
"en": "Refugee children also deserve an education so they can take care of their families",
"lg": "Abaana abanoonyiboobubudamu nabo basaana okusomesebwa basobole okulabirira amaka gaabwe."
} | {
"en": "Musicians have since been joined by various new Christian artists.",
"lg": "Abazadde bafunye amagezi okwanganga ebisoomooza by'omwana omuwala."
} |
{
"en": "Right now elections have no real consequences.",
"lg": "Mpa ebisumuluzo bya sitoowa."
} | {
"en": "A healthy person is a happy person.",
"lg": "Omuntu omulamu ye muntu omusanyufu."
} | {
"en": "What food is mainly eaten by natives?",
"lg": "Okuva olwo abayimbi bazzenga beeyungibwako abayimbi abaggya ab'enzikiriza ya Kristo."
} |
{
"en": "Hand me the keys to the store.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The classroom is too small for us.",
"lg": "Ekibiina kifunda nnyo gye tuli."
} | {
"en": "What are some of the challenges affecting the economy of Uganda?",
"lg": "Bannansi basinga kulya mmere ki?"
} |
{
"en": "He was a Ugandan surgeon and he had a strong interest in surgery.",
"lg": "Ssente zaasoloozebwa okusobola okufuna ssente eziyamba mu kukebera ekirwadde kya kkookolo."
} | {
"en": "Coronavirus pandemic has affected our business operations.",
"lg": "Ekirwadde bbunansi eky'akawuka ka kolona kikosezza entambula ya bizinensi zaffe."
} | {
"en": "Cows and goats have large stomachs that are made up of four parts.",
"lg": "Okumu ku kusoomooza okwolekedde eby'enfuna bya Uganda kwe kuluwa?"
} |
{
"en": "A fundraising drive was held to raise money for cancer screening.",
"lg": "Abantu bakyali banyiikivu mu kukuba zzaala w'eby'emizannyo olw'okuba baagala nnyo omupiira gw'ebigere."
} | {
"en": "The project aims at increasing the income levels of the local people.",
"lg": "Pulojekiti eruubirira kwongera ku nnyingiza y'abantu b'omu kitundu."
} | {
"en": "The tax debtors have increased.",
"lg": "Ente n'embuzi birina embuto ennene nga zirimu ebitundu bina."
} |
{
"en": "People are still active in sports betting because of their passion for football.",
"lg": "Obubbi bw'emmotoka bungi nnyo ennaku zino"
} | {
"en": "Children did not prepare for school.",
"lg": "\"\"\" Abaana tebeetegekera ssomero.\""
} | {
"en": "He signed and sealed the document.",
"lg": "Ababanjibwa omusolo beeyongedde."
} |
{
"en": "Car theft is rampant these days.",
"lg": "Okugabana n'abalala kirungi nnyo."
} | {
"en": "The golf club plans to engage in a number of projects.",
"lg": "Ttiimu ya goofu eteekateeka okwenyigira mu pulojekiti eziwerako."
} | {
"en": "He is as tall as his father.",
"lg": "Ekiwandiiko yakissaako omukono era n'akisiba."
} |
{
"en": "Sharing with others is very good.",
"lg": "Bannamateeka baakubaganyizza ebirowoozo ku tteeka eppya."
} | {
"en": "These days people prefer to use diapers instead of nappies.",
"lg": "Ennaku zino abantu bettanira nnyo okukozesa ppampa okusinga nnappi."
} | {
"en": "The Voters’ Register has a total of fifteen million voters.",
"lg": "Muwanvu nga kitaawe."
} |
{
"en": "The legislators debated about the new law.",
"lg": "Abayizi abaali batannasasula bisale bya yunivaasite tebakkirizibwa kukola bigezo."
} | {
"en": "Some people lack shelter.",
"lg": "Abantu abamu tebalina we basula."
} | {
"en": "Where is my black hat?",
"lg": "Olukalala lw'abalonzi luliko abalinzo obukadde kkumi na butaano."
} |
{
"en": "Students who had not yet paid tuition were not allowed to do tests.",
"lg": "Abalabirira ensolo z'omu nsiko batera okweyambisibwa mu makuumiro g'ebisolo."
} | {
"en": "He added that requests for referral hospitals won't help unless hygiene too is implemented.",
"lg": "Yayongerako nti okusaba amalwaliro awasindikibwa abayi tekijja kuyamba okugyako nga n'obuyonjo bufiiriddwako."
} | {
"en": "Social media platforms help reach a wider network of people.",
"lg": "Enkoofiira yange enzirugavu eriwa?"
} |
{
"en": "Wildlife rangers are usually hired in national parks.",
"lg": "Omusomo gwaliyo wiiki ewedde."
} | {
"en": "Many people in Uganda have low-paying jobs.",
"lg": "Abantu bangi mu Uganda balina emirimu nga gisasula kitono."
} | {
"en": "The observers are reporting according to what they witnessed.",
"lg": "Emikutu gi mugattabantu giyamba okutuuka ku bantu abangi."
} |
{
"en": "The workshop was held last week.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Those who spent money wisely on our people should be commended",
"lg": "Abo abaasaasaanya obulungi ensimbi ku bantu baffe balina okutenderezebwa."
} | {
"en": "A new men's association has been formed.",
"lg": "Abatunuulizi baloopa okusinziira ku bye baalaba."
} |
{
"en": "Some western behaviors are considered immoral according to our culture.",
"lg": "Bakayungirizi mu bizinensi y'omubisi gw'enjuki bafuna nnyo okusinga abalimi."
} | {
"en": "Government officials checked to see how the work is going on.",
"lg": "Abakungu ba gavumenti baakebera okulaba engeri omulimu gye gutambulamu."
} | {
"en": "There is a lack of equality between men and women in Uganda.",
"lg": "Ekibiina ky'abaami ekiggya kitondeddwawo."
} |
{
"en": "Middlemen in the honey business earn more than the farmers.",
"lg": "Nteekateeka ki ezimu ku ziteekeddwawo okulwanyisa akawuka ka kolona?"
} | {
"en": "He has five different bank accounts.",
"lg": "Alina akaawunta za bbanka ttaano ez'enjawulo."
} | {
"en": "Do you have boiled water in the house?",
"lg": "Tewali bwenkanya wakati w'abasajja n'abakazi mu Uganda."
} |
{
"en": "What are some of the measures put in place to control coronavirus?",
"lg": "Genda ku dduuka ogule ssukaali."
} | {
"en": "We use newspapers to light the charcoal stove.",
"lg": "Tweyambisa mpapula z'amawulire okukuma essigiri."
} | {
"en": "Why did you put this cup here?",
"lg": "Olina amazzi amafumbe mu nnyumba?"
} |
{
"en": "Go and buy some sugar from the shop.",
"lg": "Ttiimu yaffe ey'omupiira gw'ebigere yateebye ggoolo bbiri."
} | {
"en": "There is a mobile application to help people order for food without having to go to the restaurant.",
"lg": "Waliwo apu y'oku ssimu ne ku kompyuta abantu gye basobola okukozesa okulagiriza emmere nga tekibeetaagisizza kugenda we bagitundira."
} | {
"en": "Schools should provide bursaries and sponsorships to bright students.",
"lg": "Lwaki watadde ekikopo kino wano?"
} |
{
"en": "Our football team scored two goals.",
"lg": "Tewali ali waggulu wa mateeka mu ggwanga lino."
} | {
"en": "Have the leaders fulfilled their promises?",
"lg": "Abakulembeze batuukirizza ebisuubizo byabwe?"
} | {
"en": "Sometimes we understand things after experiencing them in life.",
"lg": "Amasomero gateekeddwa okugabira abayizi abagezi bbasale ne sikaala."
} |
{
"en": "No one is above the law in this country.",
"lg": "Omuzannyi ttiimu ye yagiteebera ggoolo nnyingi."
} | {
"en": "I am looking for people to clean this house.",
"lg": "Nnoonya bantu abayonja ennyumba eno."
} | {
"en": "The school admitted students regardless of their religious backgrounds.",
"lg": "Ebiseera ebimu tutegeera ebintu oluvannyuma lw'okubiyitamu mu bulamu."
} |
{
"en": "The player scored many goals for his team.",
"lg": "Gavumenti yagula ambyulensi empya."
} | {
"en": "The hotel manager allowed me to share this room with you.",
"lg": "Maneja wa wooteeri yanzikkiriza okubeera mu kisenge kino naawe."
} | {
"en": "Parents lack the income to provide for the academic needs of their children.",
"lg": "Essomero lyayingiza abayizi awatali kufa ku ddiini zaabwe."
} |
{
"en": "The government bought new ambulances.",
"lg": "Agoberera mukululo gw'eyali ssentebe wa disitulikiti."
} | {
"en": "Criminals should be dealt with immediately.",
"lg": "Abazzi b'emisango bali okukolebwako amangu ddaala."
} | {
"en": "It is the main opposition party in parliament.",
"lg": "Abazadde tebalina ssente kutuukiriza ebyetaago by'abaana baabwe mu kusoma."
} |
{
"en": "He is following in the footsteps of the former district chairperson.",
"lg": "Emmere gye twalidde yabadde mpoomu nnyo."
} | {
"en": "The district wants to ensure proper hygiene and general cleanliness among the people.",
"lg": "Disitulikiti eyagala okukuuma obuyonjo n'okwefaako mu bantu."
} | {
"en": "The focus is now on academic institutions.",
"lg": "Kye kibiina ky'oludda oluvuganya ekisinga amaanyi mu paalimenti."
} |
{
"en": "The food we ate was too delicious.",
"lg": "Ennyumba ye yeetooloddwa ensiko."
} | {
"en": "She teaches computer studies at a certain school.",
"lg": "Asomesa ssomo lya kompyuta ku ssomero erimu."
} | {
"en": "Coronavirus is a deadly disease.",
"lg": "Essira kaakano liteekeddwa ku matendekero."
} |
{
"en": "His house is surrounded by a bush.",
"lg": "Obukuubagano bw'ettaka butera okubaawo mu bitundu by'eggwanga bingi."
} | {
"en": "There are conflicts between the district leaders of Moyo and Obongi.",
"lg": "Waliwo obukuubagano wakati w'abakulembeze ba disitulikiti y'e Moyo ne Obongi."
} | {
"en": "People had filled the whole church.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Land conflicts are so common in many parts of the country.",
"lg": "Omuwendo gw'abantu abalina akawuka akasiiga ssenyiga omukambwe gulinnya mu Uganda."
} | {
"en": "My mother owns a fruit stall at Nakasero market.",
"lg": "Mmange alina omudaala gw'ebibala mu katale k'e Nakasero."
} | {
"en": "Your father is always smart.",
"lg": "Abantu baali bajjuzza ekkanisa yonna."
} |
{
"en": "Numbers of coronavirus disease cases are rising in Uganda",
"lg": "Omusasi waffe amawulire agatutuusaako butereevu okuva mu Lagos."
} | {
"en": "Parliament officials have been denied access to the International Specialized Hospital.",
"lg": "Abakungu ba paalamenti baagaaniddwa okuyingira mu ddwaliro lya International specialized Hospital."
} | {
"en": "The solar system is very expensive for people to buy.",
"lg": "Buli kiseera taata wo aba ayambadde bulungi."
} |
{
"en": "Our reporter is presenting live from Lagos.",
"lg": "Abazadde n'abasomesa basaanidde okuyigiriza abaana empisa."
} | {
"en": "The police arrived late at the scene.",
"lg": "Poliisi yatuuse kikeerezi mu kifo awazziddwa omusango."
} | {
"en": "Why were you crying?",
"lg": "Amasannyalaze g'enjuba ga buseere abantu okugagula."
} |
{
"en": "Parents and teachers should teach children morals.",
"lg": "Okuyitimuka kwe mu mupiira gw'ebigere kuzzizzaamu abavubuka bangi mu ggwanga amaanyi."
} | {
"en": "He always comes home late.",
"lg": "Bulijjo akomawo eka nga buyise."
} | {
"en": "There were land wrangles in Hoima.",
"lg": "Wabadde okaabira ki?"
} |
{
"en": "His success in the football career has inspired many young people in the country.",
"lg": "Uganda y'emu ku mawanga agali mu mukago ogugatta amawanga ga Afirika."
} | {
"en": "\"Discussions on Ebola, human immunodeficiency virus and Malaria are underway.\"",
"lg": "\"Okukubaganya ebirowoozo ku Ebola, akawuka akaleeta mukenenya n'omusujja gw'ensiri biri mu nteekateeka.\""
} | {
"en": "Kojan is a Congolese doctor.",
"lg": "Waaliwo enkaayana z'ettaka e Hoima."
} |
{
"en": "Uganda is a member of the African Union.",
"lg": "Kkapa ze zimu ku nsolo z'ewaka."
} | {
"en": "Property taxes are the main sources of tax revenue for the local government.",
"lg": "Emisolo ku by'obugagga gye gusinga okuvaamu ssente eziddukanya gavumenti ez'ebitundu"
} | {
"en": "English is the most spoken language in the whole world.",
"lg": "Kojan musawo mu Congo."
} |
{
"en": "Cats are one of the domestic animals.",
"lg": "Yali okomyewo okuva mu lugendo lwe olwa bizinensi mu Dubai."
} | {
"en": "Cryptocurrency has no rules governing it",
"lg": "Okuzaaza mu ssente tekulina mateeka gakufuga."
} | {
"en": "How is the football game played?",
"lg": "Olungereza lwe lulimi olukyasinze okwogerebwa mu nsi yonna."
} |
{
"en": "He had traveled back from a business trip in Dubai.",
"lg": "Abawala abamu mu byalo tebalina busobozi bwa kugula paadi."
} | {
"en": "The new policies will be used before the year ends.",
"lg": "Enkola empya zijja kukozesebwa ng'omwaka tegunnaggwaako."
} | {
"en": "He was one of the men that fought in the guerilla war.",
"lg": "Omuzannyo gw'omupiira guzanyibwa gutya?"
} |
{
"en": "Some teenage girls in villages cannot afford to buy sanitary pads.",
"lg": "Nnakubye obubwa obuto bubiri ekifaananyi bwe nnabadde nzirayo eka."
} | {
"en": "How much does a tray of eggs cost?",
"lg": "Ttule y'amagi egula ssente mmeka?"
} | {
"en": "He wants to meet him.",
"lg": "Yali omu ku basajja abaalwana mu lutalo lw'ekiyeekera."
} |
{
"en": "I took a picture of two puppies on my way home.",
"lg": "Abantu bavudde mu mirimu gy'okusindikira ensimbi ku masimu ku lw'ebbula ly'abagikozesa."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Old people should avoid walking very long distances.",
"lg": "Ayagala kumusisinkana."
} |
{
"en": "People have quit mobile money businesses because of a lack of customers.",
"lg": "Ebizimbe byayawulwamu n'oluggya olunene olulimu omuddo."
} | {
"en": "Is breastfeeding good for brain development ?",
"lg": "Okuyonsa kulungi ku nkulaakulana y'obwongo?"
} | {
"en": "The creation of more cities was to encourage more development in the country.",
"lg": "Abantu abakuze mu myaka basaanidde okwewala okutambula engendo empaavu."
} |
{
"en": "\"The blocks were separated by a big, grassy, fenced compound.\"",
"lg": "Tusobola okumalirawo ddaala obwavu mu Uganda?"
} | {
"en": "We can go inside and you see for yourself.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "I have only four friends.",
"lg": "Okutondawo ebibuga ebirala kwali kwa kwongera nkulaakulana mu ggwanga."
} |
{
"en": "Can we completely end poverty in Uganda?",
"lg": "\"Ebibinja ebirala ebyenyigira mu buvubi mulimu abasuubuzi b'ebyennyanja, bannannyini maato n'abakalirira ebyennyanja.\""
} | {
"en": "What happens when mountains erupt?",
"lg": "Kiki ekibaawo ensozi bwe ziwandula omuliro?"
} | {
"en": "The registration fee for roasted meat stalls is twenty thousand shillings.",
"lg": "Nnina emikwano ena gyokka."
} |
{
"en": "\"The other groups involved in fishing include fish traders, boat owners, and fish smokers.\"",
"lg": "Okubumbulukuka kw'ettaka kuno kwavudde ku nkuba ey'amaanyi eyatonnye ekiro ekiyise."
} | {
"en": "The minister organized a thanksgiving ceremony.",
"lg": "Minisita yategeka omukolo ogw'okwebaza."
} | {
"en": "He wants to improve on the people's way of life.",
"lg": "Ebisale by'okuwandiisa emidaala gy'ennyama enjokye ziri siringi emitwalo ebiri."
} |
{
"en": "This landslide was caused by the heavy rains last night.",
"lg": "Abasajja abeenyigira mu bikolwa eby'okwegatta n'abawala abato bajja kusibwa."
} | {
"en": "Catholics are part of the Christian faith.",
"lg": "Abakatoliki kitundu ku nzikiriza y'obukrisitaayo."
} | {
"en": "He hit her with a big stick on the head and she fainted.",
"lg": "Ayagala kulongoosa ku ngeri abantu gye bawangaalamu."
} |
{
"en": "Men who engage in sexual activities with girls will be arrested.",
"lg": "Eryaato likozesebwa okutambuza ebyamaguzi ku mazzi."
} | {
"en": "The community members helped us in constructing the road.",
"lg": "Abatuuze b'ekitundu baatuyambako mu kuzimba oluguudo."
} | {
"en": "Her job application was rejected.",
"lg": "Yamukubisa omuggo omunene ku mutwe n'azirika."
} |
{
"en": "A boat is used to transport goods on water bodies.",
"lg": "Tewali akkirizibwa mu ddwaliro nga tanaabye bulungi ngalo na kukozesa sanitayiza."
} | {
"en": "The government should handle complaints raised by the election petitioners.",
"lg": "Gavumenti erina okukola ku kwemulugunya kw'abo abataamatira na byava mu kulonda."
} | {
"en": "The government ministers are bound to answer to the members of parliament.",
"lg": "Okusaba kwe okw'omulimu kwagaanibwa."
} |
{
"en": "No one is allowed in the hospital premises without proper hand washing and sanitizing.",
"lg": "Omuzadde ataali mumativu yagamba nti okulemwa okusasula enkumi essatu kyazzisa muwala we ewaka!"
} | {
"en": "He demonstrated his knowledge of computers.",
"lg": "Yalaze amagezi g'alina mu kkompyuta."
} | {
"en": "Byabakama appears on radios to explain electoral decisions.",
"lg": "Ba minisita ba gavumenti basuubirwa okwanukula eri ababaka ba paalimenti."
} |
{
"en": "A discontented parent said failure to pay three thousand shillings got her daughter sent home.",
"lg": "Abayizi baalina okusooka okukakasa obanga amasomero gaabwe gaali gakkiriziddwa okuggulawo."
} | {
"en": "The food is in the saucepan.",
"lg": "Emmere eri mu ssefuliya."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Byabakama agenda ku laadiyo okunnyonnyola ebigobererwa mu kulonda."
} |
{
"en": "Students had to first confirm if their schools had been allowed to operate.",
"lg": "Amateeka g'oku mirimu agamu tegakolera bakazi ekiviiriddeko abasinga okuva ku mirimu."
} | {
"en": "She borrowed money to pay her husband's hospital bills.",
"lg": "Yeewola ssente okusasula ebbanja ly'eddwaliro olw'okujjanjaba omwami we."
} | {
"en": "The women's football league has been postponed to next year.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Certain work policies don't favor females which has forced the majority to leave employment.",
"lg": "Abakuumi baagezaako okugumbulula abeekalakaasi abaali beesaze akajegere."
} | {
"en": "A number of girls have been sexually abused in our village.",
"lg": "Abawala bangi bakabassanyiziddwa mu kyalo kyaffe."
} | {
"en": "Some people do not know that donating blood saves the lives of many people.",
"lg": "Liigi y'omupiira gw'abakyala ogw'ebigere eyongezeddwayo mu mwaka ogujja."
} |
{
"en": "The guards attempted to disperse the angry demonstrators.",
"lg": "Ekkanisa zigguddwa ku by'okugobererwa ebikakali ."
} | {
"en": "Since when did you start wearing spectacles?",
"lg": "Watandika ddi okwambala gaalubindi?"
} | {
"en": "He advised the locals to use the money for developing their livelihoods.",
"lg": "Abantu abamu tebakimanyi nti okugaba omusaayi kiwonyawo obulamu bw'abantu bangi."
} |
{
"en": "Churches have been opened on strict guidelines.",
"lg": "Yagenda ku dduuka ly'engoye okugulayo ekiteeteeyi ekipya eky'okwambala ng'agenda okubuuzibwa okw'okufuna omulimu."
} | {
"en": "Cctv cameras help reinforce security in an area.",
"lg": "Kamera enkessi ziyamba okunyweza eby'okwerinda mu kitundu."
} | {
"en": "They made outreach to all prisons.",
"lg": "Yakubirizza abatuuze okukozesa ssente okwekulaakulanya mu maka gaabwe."
} |
{
"en": "She went to a boutique to buy a new dress for the job interview.",
"lg": "Weewale okutambula wekka ekiro."
} | {
"en": "Do not grow weary of doing good.",
"lg": "Tokoowa kukola bulungi."
} | {
"en": "The best student was awarded a scholarship.",
"lg": "Baakibunyisa obuyambi okwetooloola amakomera gonna"
} |
{
"en": "Avoid walking alone at night.",
"lg": "Pulezidenti ajja kuyamba ttiimu we zitubidde."
} | {
"en": "Leaders should be responsible and hardworking.",
"lg": "Abakulembeze bateekeddwa okuba ab'obuvunaanyizibwa era nga bakozi."
} | {
"en": "Commitment towards anything is essential.",
"lg": "Omuyizi eyasinga yaweebwa ssikaala."
} |
{
"en": "The president will support the club where they are lacking.",
"lg": "Wali olidde ku kyennyanja ekisiike?"
} | {
"en": "All projects should be supervised.",
"lg": "Pulojekiti zonna zirina okulondoolwa."
} | {
"en": "He was later released without any charge.",
"lg": "Kyamugaso nnyo okwewayo eri ekintu kyonna."
} |
{
"en": "Have you ever eaten fried fish?",
"lg": "Abakalamoja balina obuwangwa obulungi."
} | {
"en": "\"In recognition of her contribution to the education sector, the president gave her an award.\"",
"lg": "nan"
} | {
"en": "There was some increase in production.",
"lg": "Yateebwa oluvannyuma nga tavunaaniddwa musango gwonna."
} |
{
"en": "Karamojong has a beautiful culture.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The minister was arrested.",
"lg": "Minisita yakwatibwa."
} | {
"en": "Many people cannot afford the cost of health care in Uganda.",
"lg": "Omuwendo gw'ebirime gweyongera."
} |
{
"en": "My little brother is the best swimmer in this country.",
"lg": "Omukulembeze yazaalibwa emyaka asatu mu etaano emabega."
} | {
"en": "She sowed the seeds during the rainy season.",
"lg": "Ensigo yazisiga mu biseera bya nkuba."
} | {
"en": "There is an increasing demand for minerals.",
"lg": "Abantu bangi mu Uganda tebasobola kufuna ssente za bujjanjabi."
} |
{
"en": "The leader was born thirty five years back.",
"lg": "Abakungu bajja kutegeka okukubaganya ebirowoozo mu masomero ku kusoomoza okugenda maaso mu kitundu."
} | {
"en": "The organization needs more money.",
"lg": "Ekibiina kikyetaaga ssente."
} | {
"en": "He was arrested for working with terrorists.",
"lg": "Obwetaavu bw'ebyobugagga ebyomuttaka bugenda bweyongera."
} |
{
"en": "The officials will organise debates in schools about the prevailing challenges in society.",
"lg": "Mu mbeera ki okusindikibwa kwa ssente we kujja okusazibwamu?"
} | {
"en": "He told us that his wife is pregnant.",
"lg": "Yatugambye nti mukyala we ali lubuto."
} | {
"en": "You need to get a lawyer if you want this issue to be resolved.",
"lg": "Yakwatibwa olw'okukola n'abatujju."
} |
{
"en": "Under what conditions will a money transfer be cancelled?",
"lg": "Alipoota ye ku nsonga yali tematiza."
} | {
"en": "Barkcloth is an ancient craft of the people in central Uganda.",
"lg": "Embugo zaakolebwanga edda abantu abaali babeera mu massekkati ga Uganda."
} | {
"en": "The research was carried out by a journalist.",
"lg": "Weetaaga okufuna munnamateeka bw'oba oyagala ensonga eno okugonjoolwa."
} |
{
"en": "His report on the matter was unsatisfactory.",
"lg": "Abaana abato baagala okubba ssukaali."
} | {
"en": "Rwanda banned the importation of second-hand clothes.",
"lg": "Rwanda yawera okusuubula emivumba okugiyingiza mu ggwanga."
} | {
"en": "Pink is my favorite color.",
"lg": "Okunoonyereza kwakoleddwa munnamawulire."
} |
{
"en": "Young children are fond of stealing sugar.",
"lg": "Abavubuka baagala nnyo okutuuka ku birooto byabwe."
} | {
"en": "He eats from a big bowl.",
"lg": "Aliira mu bbakuli ennene."
} | {
"en": "Couples are encouraged to test for certain diseases before getting married.",
"lg": "Ppinki ye langi gye nsinga okwagala."
} |
{
"en": "Youths are motivated to pursue their dreams.",
"lg": "Nsuubira okuyingira amagye omwaka ogujja ."
} | {
"en": "The meat sauce had a very nice aroma.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The region coordinator is yet to give a speech.",
"lg": "Abaagala okufumbiriganwa bakubirizibwa okwekebeza ezimu ku ndwadde nga tebannafumbiriganwa."
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.