test
dict
train
dict
val
dict
{ "en": "Several countries have donated money towards the fight against locusts.", "lg": "\"N'endowooza eri omulimu, kizibu nnyo okukola obulungi.\"" }
{ "en": "The gang of thieves smuggled some guns into the country yesterday.", "lg": "Ekibinja ky'ababbi kyakukusizza emmundu ezimu okuziyingiza mu ggwanga eggulo." }
{ "en": "She is leaning against the wall.", "lg": "Abayizi abakola amasomo ga ssaayansi bakkirizibwa okudda ku ssomero ng'abo abakola amasomo amalala tebannaba." }
{ "en": "\"With a poor attitude to work, it is very hard to be efficient.\"", "lg": "Muyimbi mwatiikirivu mu Uganda." }
{ "en": "Today's newspaper has details of last night's match.", "lg": "Olupapula olw'olwaleero lulimi ebikwata ku muzannyo gw'ekiro ky'eggulo." }
{ "en": "Many people were shot dead.", "lg": "Yeesigamye ekisenge." }
{ "en": "He is a famous musician in Uganda.", "lg": "Yafuna ebiwundu ebitonotono mu kabenje." }
{ "en": "Malaria is a disease that is carried by mosquitoes.", "lg": "Omusujja gw'ensiri ndwadde ereetebwa ensiri." }
{ "en": "Results are very important in evaluating performance.", "lg": "Abantu bangi abaakubiddwa amasasi ne bafa." }
{ "en": "He sustained minor injuries in the accident.", "lg": "Yayala amasuuka ameeru ku buliri bwe." }
{ "en": "That was moments after the registrar read out the outcome.", "lg": "Ekyo kyaliwo nga wayise akaseera katono oluvannyuma lwa munnamateeka okusoma ebyali bivudde mu musango." }
{ "en": "He will break down the news further.", "lg": "Ebivaamu bya mugaso nnyo mu kwekaliriza obukozi." }
{ "en": "She laid white bed sheets on her bed.", "lg": "Baateebye goolo mu ddakiika ebbiri ezisooka ez'omupiira." }
{ "en": "The campaigns have been suspended.", "lg": "Enkuŋŋaana ziyimiriziddwa." }
{ "en": "Such issues affect a student's performance.", "lg": "Ajja kwongera okumenyaamenyamu amawulire." }
{ "en": "They scored a goal within the first two minutes of the match.", "lg": "Abasomesa mu masomero ga gavumenti bakyusibwa oluvannyuma lw'akaseera." }
{ "en": "She was attacked and beaten by robbers on her way home.", "lg": "nan" }
{ "en": "Primary school children in the region learn from semi-permanent structures.", "lg": "Ebintu ng'ebyo bikosa ensoma y'omuyizi." }
{ "en": "Teachers working in government schools are transferred after some time.", "lg": "Musigale awaka okuziyiza okusaasaana kw'akawuka ka kolona." }
{ "en": "What are the roles of diocesan leaders?", "lg": "Ssaabasumba alina mirimu ki?" }
{ "en": "She is still in great shape even though she isn't as beautiful as she used to be.", "lg": "Abayizi ba pulayimale mu kitundu basomera mu bizimbe ebitali bya buwangaazi." }
{ "en": "Stay at home to avoid the spread of the coronavirus .", "lg": "Obulwadde buvaako obulwadde obulala bungi." }
{ "en": "Some men beat their wives at home.", "lg": "Abasajja abamu bakuba bakyala baabwe awaka." }
{ "en": "There is high population growth in Uganda", "lg": "Akyalabika bulungi newankubadde takyali mulungi nga bwe yali." }
{ "en": "The disease brings about many other infections.", "lg": "Bunnabuyonjo asobola okutuukirizibwa?" }
{ "en": "He encouraged marriage partners to always support and encourage each other.", "lg": "nan" }
{ "en": "Mobile money is convenient to people everywhere.", "lg": "Omuwendo gw'abantu gweyongedde nnyo okulinnya mu Uganda." }
{ "en": "Can total sanitation be achieved?", "lg": "Enteekateeka empya erina okugobererwa mu by'enjigiriza yayanjulwa omwaka oguwedde." }
{ "en": "Parents lack the income to provide for their children.", "lg": "Abazadde tebalina ssente okugabirira abaana baabwe." }
{ "en": "What do you need to start a farm?", "lg": "Mobile money eyanguyira abantu buli wamu." }
{ "en": "The new education curriculum was officially introduced last year.", "lg": "Ani yaleese ekyuma kino wano?" }
{ "en": "Excommunication is the biggest punishment a church can give to a guilty Christian.", "lg": "Okugobwa mu kkanisa ky'ebkibonerezo ekisinga obunene Kereziya ky'ewa omukrisitu asingiddwa omusango." }
{ "en": "His mother does farming to provide for the family.", "lg": "Kiki kye weetaaga okutandikawo ennimiro?" }
{ "en": "Who has brought this metal here?", "lg": "Atuleetera ebikwata ku mukolo." }
{ "en": "You need to write a statement at the police station.", "lg": "Weetaaga okuwandiika sitaatimenti ku sintenseni ya Poliisi." }
{ "en": "People committing crimes are increasing each year.", "lg": "Nnyina alima okusobola okulabirira famire." }
{ "en": "She brings us the details of the event.", "lg": "nan" }
{ "en": "What is wrong with your leg?", "lg": "Okugulu kwo kubadde ki?" }
{ "en": "Her situation is so tricky.", "lg": "Abantu abazza emisango beeyongera buli mwaka." }
{ "en": "She moved to Kampala in 2020.", "lg": "Abakulembeze abasinga bassa emikono ku biwandiiko nga tebasoose kubisomamu." }
{ "en": "I am not happy with you today.", "lg": "Siri musanyufu gy'oli olwaleero." }
{ "en": "Some leaders are not corrupt.", "lg": "Embeera ye nzibu nnyo." }
{ "en": "Most leaders sign documents without reading them.", "lg": "Disituliki kati erina eby'amazzi ebipya." }
{ "en": "They are sensitizing the youth to plant more trees.", "lg": "Bali mu kusomesa bavubuka okusimba emiti emirala." }
{ "en": "Aquaculture is recorded to have started after carp were imported into the country.", "lg": "Abakulembeze abamu beerufu." }
{ "en": "The district has a new water facility.", "lg": "Abakazi mu kyalo kyaffe beekolako." }
{ "en": "I promised to pay his school fees.", "lg": "Nnamusuubiza okumusasulira ebisale by'esomero." }
{ "en": "They got lost in the dark.", "lg": "Obulimi n'obulunzi bw'ebyomumazzi bujjukirwa okuba nga bwatandika oluvannyuma lw'okuleeta ssemutundu mu ggwanga." }
{ "en": "The women in our village apply beauty products.", "lg": "Omuvubuka yafudde ng'afuna obujjanjabi okuva ew'abasawo b'ekinnansi." }
{ "en": "He had water in his bottle.", "lg": "Yalina amazzi mu ccupa ye." }
{ "en": "Do you remember what the teacher taught us in mathematics yesterday?", "lg": "Baabulira mu nzikiza." }
{ "en": "A youth losses life while attaining treatment from traditional healers.", "lg": "Okugema kujja kukolebwa mu buli disitulikiti." }
{ "en": "The national football team has received ten billion Ugandan shillings from the government.", "lg": "Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira efunye obuwumbi kkumi obwa ssente za Uganda okuva mu gavumenti." }
{ "en": "Politicians in the opposition parties have more influence in central Uganda.", "lg": "Okyajjukira omusomesa bye yatusomesezza eggulo mu ssomo ly'okubala?" }
{ "en": "The vaccination exercise shall be conducted in every district.", "lg": "Ali mu buyinza bajja kuwangulwa bw'ateegendereze." }
{ "en": "People who drive while they are drunk should be heavily penalized.", "lg": "Abantu abanywa nga batamidde basaanye okutanzibwa ennyo." }
{ "en": "The Young African Male politician of the year was organized by the African Leaders Summit.", "lg": "nan" }
{ "en": "The incumbent shall lose if not careful.", "lg": "Yaggyeeyo obuganda bw'emitwalo etaano butaano." }
{ "en": "Circumcision improves personal hygiene among males.", "lg": "Okukomoledwa kwongera ku buyonjo mu basajja." }
{ "en": "\"The media is constructive, analytical and educative.\"", "lg": "Omuvubuka asukkulumye mu byobufuzi by'omwaka owa Afirika zaategekebwa Afirikan Leaders Summit." }
{ "en": "He took out five bundles of fifty thousand notes.", "lg": "Kkubo ki eridda e Namugongo ku kiggwa ky'abajulizi?" }
{ "en": "What are some of the water resources in Uganda?", "lg": "Bifo ki ebimu ebisobola okuggyibwamu amazzi mu Uganda?" }
{ "en": "The government has discovered that the locals started the fight with the police.", "lg": "\"Emikutu gy'amawulire gizimba, gyekaliriza era gisomesa.\"" }
{ "en": "What is the route to Namugongo shrines?", "lg": "Yalumiriza mukozi munne olw'okutandika entalo n'abakozi abalala." }
{ "en": "Government must inform the public of its intentions and activities.", "lg": "Gavumenti erina okubuulira abantu ku bigendererwa n'emirimu gyayo." }
{ "en": "\"Of the two, who is fooling who?’\"", "lg": "Gavumenti ekizudde nti abatuuze be baasosonkerezza poliisi." }
{ "en": "He criticized his colleague for picking fights with other employees.", "lg": "Ebisolo n'ebimera ebyasimattuka obutiti tebyasomoka kusimattuka kiseera kya bbugumu." }
{ "en": "The government should listen to business owners to help reduce poverty levels.", "lg": "Gavumenti erina okuwuliriza bananyini bizinesi kiyambeko okukendezza obwavu." }
{ "en": "Who heads the Ministry of Health?", "lg": "Ku bombi ani abuzaabuza munne?’" }
{ "en": "Animals and plants that survived the cold did not survive the warm period.", "lg": "Kumpi ebibiina by'ebyobufuzi byonna birina ebitebe byabyo mu kibuga ekikulu." }
{ "en": "Police officers need to act professionally when executing their duties.", "lg": "Abapoliisi balina okweyisa bulungi nga bakola emirimu gyabwe." }
{ "en": "This is out of concern of the continued threats and arrests of journalists", "lg": "Ani akulembera ekitongole ky'eby'obulamu?" }
{ "en": "Almost all political parties have their headquarters in the capital city.", "lg": "Ebitundu abiri ku kikumi eby'abakozi abafuna omusaala baakolerako mu bizinensi z'ebyobulimi bwa bizinensi." }
{ "en": "That house is too old.", "lg": "Ennyumba eyo nkadde nnyo." }
{ "en": "How much money did you spend on transport?", "lg": "Kino kikoleddwa olw'obweraliikirivu obuliwo olwa bannamawulire abeeyongedde okutiisibwatiisibwa n'okukwatibwa." }
{ "en": "Twenty percent of regular salary earners worked in commercial agricultural businesses.", "lg": "Abaana basobola okumanya ensi nga bw'efaanana." }
{ "en": "Contagious diseases spread faster in overpopulated regions.", "lg": "Endwadde ezisiigibwa zisaasaana mangu mu bitundu ebirimu abantu abangi." }
{ "en": "What are some of the electoral malpractices?", "lg": "Wakozesezza ssente mmeka ku ntambula?" }
{ "en": "Children are able to rerate to the real world experience.", "lg": "Gavumenti ya Uganda eri mu kuwa kkampuni ezitunga kontulakiti zikole obukookolo bw'oku maaso obw'eggwanga lyonna." }
{ "en": "She calmly walked out of the office after quitting her job.", "lg": "nan" }
{ "en": "We were commended for starting up a savings group.", "lg": "Mize ki egiri mu kulonda?" }
{ "en": "The government of Uganda is contracting tailoring companies to make masks for the whole country.", "lg": "Abasajja abamu baasuulawo amaka gaabwe." }
{ "en": "My mother planted bananas in the garden.", "lg": "nan" }
{ "en": "Poor storage of tested samples can lead to inaccurate results.", "lg": "Twasiimibwa olw'okutandikawo ekibiina ekitereka ensimbi." }
{ "en": "Some men abandoned their families.", "lg": "Dokita mutendeke." }
{ "en": "Their salary was increased", "lg": "Omusaala gwabwe gwayongezebwa." }
{ "en": "I can take my children to any good school that I choose.", "lg": "Entereka embi eya sampolo ezikebereddwa esobola okuleetera ebiva mu kukebera obutaba bituufu." }
{ "en": "He is a qualified doctor.", "lg": "Obuweereza bw'emmotoka ezitambuza balwadde bulina okubeerawo eri abantu." }
{ "en": "My daughter is three years old.", "lg": "Muwala wange alina emyaka esatu." }
{ "en": "\"While making plans, various factors have to be put into consideration.\"", "lg": "Nsobola okutwala abaana bange mu ssomero lyonna eddungi ly'emba nnonze." }
{ "en": "Ambulance services should be readily available for the people.", "lg": "Woofiisi zikkirizibwamu bakozi ba kkampuni bokka." }
{ "en": "The ministry has given out face masks to all residents of the country.", "lg": "Minisitule ewadde abatuuze b'omu ggwanga bonna obukookolo." }
{ "en": "Kadaga was railing on a possible scam surrounding the construction of the bridge.", "lg": "\"Mu kukola enteekateeka, ensonga ez'enjawulo zirina okufiibwako.\"" }
{ "en": "The offices are restricted to company employees only.", "lg": "Eggwanga lirimu abakulu abakenuzi bangi." }
{ "en": "The police is good at dispersing big crowds.", "lg": "Poliisi ekola bulungi mu kugumbulula abantu abangi." }
{ "en": "She was educating mothers on the importance of breastfeeding.", "lg": "Kadaga yabadde yeemulugunya ku bufere obwetooloolera ku kuzimbibwa kw'olutindo." }
{ "en": "There are many corrupt officials in the country.", "lg": "nan" }
{ "en": "She immediately responded when mother called her.", "lg": "Yayitabirawo nga maama amuyise." }
{ "en": "\"People have acquired interpersonal, communication and cooperative skills.\"", "lg": "Yabadde asomesa bamaama obukulu bw'okuyonsa abaana." }
{ "en": "The accused paid a fine of ten million Ugandan shillings to the victim's family.", "lg": "Abazadde abamu tebalabirira baana baabwe." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "Some people succumb to death due to COVID-19.", "lg": "\"Abantu bafunye obukugu bw'okukwatagana, okuwuliziganya n'okukolagana ne bannaabwe.\"" }
{ "en": "Some parents do not take care of their children.", "lg": "Mmanyiiyo ennyiriri ntono mu Bayibuli." }
{ "en": "Traffic police officers ensure efficiency on the roads.", "lg": "Abasirikale b'ebidduka bakakasa nti wabaawo enkozesa y'oluguudo ennungi." }
{ "en": "People with disabilities will have access to employment opportunities.", "lg": "Abantu abamu bafa olw'ekirwadde kya ssenyiga omukambwe." }
{ "en": "I know a few verses from the Bible.", "lg": "Ogenda kugaba mmeka eri abantu abateesobola?" }
{ "en": "The office was now overflowing with reporters.", "lg": "Bannamawulire baali beeyiwa ku ofiisi." }
{ "en": "There was still a heavy presence of soldiers in the town.", "lg": "Abantu abaliko obulemu bajja kusobola okufuna emirimu." }
{ "en": "How much are you donating to vulnerable people?", "lg": "Tulina okuwaayo ku budde okwogera ne Katonda." }
{ "en": "Our football player was involved in a car accident.", "lg": "Omusambi waffe ow'omupiira yagudde ku kabenje ka mmotoka." }
{ "en": "The ministry of health rereased the COVID-19 statistics.", "lg": "Waali wakyaliwo abasirikale bangi mu kabuga." }
{ "en": "We need to dedicate some time to commune with God.", "lg": "Poliisi yateeka emisanvu mu luguudo." }
{ "en": "The competition attracted community members.", "lg": "Empaka zaasikirizza bantu b'ekyalo." }
{ "en": "Which laws govern the conservation of wild life?", "lg": "Minisitule y'ebyobulamu efulumizza ebikwata ku kirwadde kya ssenyiga omukambwe." }
{ "en": "The police put barriers on the road.", "lg": "Abazannyi b'omuzannyo gwa rugby bonna baasabibwa okussa ekitiibwa mu bannaabwe abagenzi." }
{ "en": "Some masks are made from cloth materials.", "lg": "Obukookolo obumu bukolebwa mu ngoye." }
{ "en": "She always asks for discounts at the shop.", "lg": "Mateeka ki agalungamya enkuuma y'ebisolo by'omu nsiko." }
{ "en": "All the rugby players were asked to pay their respects to their deceased teammates.", "lg": "Ennyonyi ezisooka ezaali ez'okukozesebwa mu bitundu eby'okumpi zaali zisuubirwa mu Uganda mu Gwokuna gwa nkumi bbiri mu kkumi na mwenda." }
{ "en": "There is a device which analyzes the quality level of milk.", "lg": "Waliwo akuuma ekyekenneenya omutindo gw'amata." }
{ "en": "I enjoyed the sermon today.", "lg": "Bulijjo asaba okumusalirako ng'agenze ku dduuka." }
{ "en": "The first two regional jets were expected in Uganda in April two thousand nineteen.", "lg": "Wazaalibwa mu mwaka ki?" }
{ "en": "The manager has invited us for a brief meeting in her office.", "lg": "Maneja atuyise mu woofiisi ye mu lukiiko olw'amangu." }
{ "en": "We shall meet at the stadium.", "lg": "nan" }
{ "en": "In which year were you born?", "lg": "Gavumenti yagoba bannannyini b'amasamba g'amajaani bangi naddala Abayindi." }
{ "en": "Many people have lost their lives because of coronavirus.", "lg": "Abantu bangi bafudde olw'akawuka ka corona." }
{ "en": "We appreciate your support during these tough times.", "lg": "Tujja kusisinkana ku kisaawe." }
{ "en": "The government expelled many owners of tea estates mostly Asians.", "lg": "Yalabulwa ku kabi akali mu bizinensi eyo naye teyawuliriza." }
{ "en": "Those big trucks are used for garbage collection.", "lg": "Ebimotoka ebyo ebinene bikozesebwa kukungaanya kasasiro." }
{ "en": "They also have two family history centers.", "lg": "Tusiima obuyambi bwo mu biseera bino ebizibu." }
{ "en": "\"He was warned about the dangers involved in that business, but he couldn't listen.\"", "lg": "Yali ayambadde olugoye oluddugavu we nnamulabira." }
{ "en": "An expert in agriculture and nutrition dominated the food awards.", "lg": "Omukugu mu bulimi n'endya yeefuze awaadi z'emmere." }
{ "en": "The young boy narrated his side of the story.", "lg": "Era balina amakuŋŋaanyizo g'ebyafaayo bya famire abiri." }
{ "en": "She was wearing a black cloth when I saw her.", "lg": "Uganda erina abamu ku baddusi abasinga mu nsi." }
{ "en": "Being unmarried does not mean that he does not have any responsibilities.", "lg": "Okuba nti si mufumbo tekitegeeza nti talina buvunaanyizibwa bwonna." }
{ "en": "The Ministry of Health received funds from the Global Fund to fight diseases.", "lg": "Omulenzi omuto yanyumya oludda lwe olw'emboozi." }
{ "en": "Uganda has some of the best athletes in the world.", "lg": "Neetaaga amagezi okuva ew'omusumba." }
{ "en": "The former president is now living in his retirement home upcountry.", "lg": "Pulezidenti eyavaako kati abeera mu maka ge ag'omu kyalo ge yawummuliramu." }
{ "en": "The tenants accepted the landlord's decision to raise the rent.", "lg": "Minisitule y'ebyobulamu yafuna ensimbi okuva mu kitongole kya Global Fund okugiyambako okulwanyisa endwadde." }
{ "en": "I need some advice from the pastor.", "lg": "Teyalina ssente zimala kusasulira baana be bisale bya ssomero." }
{ "en": "The purpose of the exercise is to enable people wrongly recommended for deletion to object.", "lg": "Ekyo kijja kuyamba abantu abaggibwako mu bukyamu okwerwanako." }
{ "en": "How long has the diocese been in existence in Uganda?", "lg": "Abapangisa bakkiriza okusalawo kwa nannyini nnyumba okwongeza ebisale by'ennyumba." }
{ "en": "He did not have enough money to pay his children's school fees.", "lg": "Kimenya mateeka okufulumya ebigambo eby'obulimba." }
{ "en": "He is a member of one of the opposition political parties.", "lg": "Mmemba mu kimu ku bibiina byobufuzi ebivuganya gavumenti." }
{ "en": "I have not been eating breakfast for two months now.", "lg": "Obulabirizi mu Uganda bumazeewo bbanga ki?" }
{ "en": "It is an illegal practice to publish false statements.", "lg": "Twaweebwa amagezi okugoberera ebirambiko mu bigezo ebimalako omwaka." }
{ "en": "How long do pumpkins take to grow?", "lg": "Ensujju zitwala bbanga ki okukula?" }
{ "en": "The rioters dispersed when the police arrived.", "lg": "Mmaze emyezi ebiri nga sirya kyankya." }
{ "en": "We were advised to follow the guidelines during end-of-year exams.", "lg": "Abantu batera okusaasaanya kumpi ssente zonna ze baba baatereka mu biseera bya Ssekukkulu." }
{ "en": "The company secretary is preparing for the end of the month meeting.", "lg": "Omuwandiisi wa kkampuni yeetegekera lukiiko lw'enkomerero y'omwezi." }
{ "en": "He works in Rwanda.", "lg": "Abeekalakaasi baabunye emiwabo nga poliisi etuuse." }
{ "en": "People usually spend almost all their savings during the Christmas season.", "lg": "Ekidyeri ekipya kyaguliddwa leero." }
{ "en": "The new rules state that even new members can run for party president.", "lg": "Amateeka amapya gagamba nti ne bammemba abapya basobola okwesimbawo ku bwa pulezidenti w'ekibiina." }
{ "en": "The man refused to help her and walked away.", "lg": "Akolera Rwanda." }
{ "en": "A new ferry was purchased today.", "lg": "Abamu ku abo abaludde mu by'obufuzi baawa abakulembeze amagezi ku nsonga y'ettaka eriwo." }
{ "en": "I don’t want to see you anywhere near that car.", "lg": "Ssaagala kukulaba kumpi na mmotoka eyo." }
{ "en": "There is a certain girl who doesn’t answer my questions.", "lg": "Omusajja yagaana okumuyamba era n'avaawo." }
{ "en": "Some senior politicians advised the leader about the ongoing land issue.", "lg": "Abakungu balya enguzi kuva mu basigansimbi." }
{ "en": "Three members of parliament have succumbed to coronavirus so far.", "lg": "Ababaka ba paalimenti basatu be baakafa akawuka ka kkolona." }
{ "en": "Mothers work hard and forget about their children.", "lg": "Waliwo omuwala atayanukula bibuuzo byange." }
{ "en": "Investors often have to bribe officials.", "lg": "Okulonda kwa bonna okw'omwaka ogujja kusuubirwa okuba okw'emirembe." }
{ "en": "Provided you don’t ashame me.", "lg": "Kasita tonswaza." }
{ "en": "There are a number of youth development programs being funded.", "lg": "Bamaama bakola nnyo ne beerabira abaana baabwe." }
{ "en": "Next year's general election is expected to be peaceful.", "lg": "Nkolera mu kitongole ekyo." }
{ "en": "What do you want here?", "lg": "Oyagala ki wano?" }
{ "en": "Road users are not following traffic lights?", "lg": "Waliwo puloogulaamu z'abavubuka ez'okwekulaakulanya nnyingi ezivujjirirwa." }
{ "en": "I work in that organisation.", "lg": "Si kirungi kukozesa buzindaalo bwa mu matu okumala ebbanga eddene." }
{ "en": "Uganda has many districts.", "lg": "Uganda erina disitulikiti nnyingi." }
{ "en": "The ministry of health has been able to contain the epidemic.", "lg": "Abakozesa oluguudo tebagoberea bitaala bya ku kkubo." }
{ "en": "It is not good to use earphones for a long time.", "lg": "Ebisolo bikuuma obwana bwabyo buleme kutuukibwako kizibu kyonna." }
{ "en": "The unemployment rate is higher than the number of uneducated people in the country.", "lg": "Omuwendo gw'abantu abatalina mirimu mu ggwanga gusinga ku gw'abo abataasoma." }
{ "en": "Discuss the questions with a fellow student.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu kisobodde okulwanisa ekitwadde." }
{ "en": "Animals protect their young ones from harm.", "lg": "nan" }
{ "en": "Different task roles are allocated to different rewards.", "lg": "Emirimu egy'enjawulo giweebwako obusiimo obw'enjawulo." }
{ "en": "Uganda will construct a railway line towards the Tanzanian border and Kenya respectively", "lg": "Ebibuuzo bikubaganyeeko ebirowoozo ne muyizi munno." }
{ "en": "nan", "lg": "Alina okukozesa akagaali k'abalema obulamu bwe bwonna olw'ebisago bye yafuna ku nkizi." }
{ "en": "The legislature has to address the issues that are affecting people most.", "lg": "Palamenti erina okukola ku nsonga ezisinga okuluma abantu." }
{ "en": "The groom is supposed to settle the dowry which is paid to the bride's father.", "lg": "Uganda ejja kuzimba oluguudo lw'eggaali y'omukka olugenda ku nsalo za Tanzania ne Kenya" }
{ "en": "He has to use a wheelchair for his whole life due to the damage to his spinal cord.", "lg": "Tuyinza kumalawo tutya obwavu mu kitundu kyaffe." }
{ "en": "There will be an investigation into the events that caused the political chaos.", "lg": "Wajja kubaawo okunoonyereza ku byabaawo ebyaviirako akavuyo k'ebyobufuzi." }
{ "en": "Also priests get transferred from one parish to another.", "lg": "Omugole omusajja ateekeddwa okusooka okusasula omutwalo era nga guno aguwa kitaawe w'omuwala." }
{ "en": "How can we eradicate poverty in our community?", "lg": "Abateekamateeka bawakanya eby'ekitongole kya Uganda ekiwoozamisolo okusaba bbanka z'ebyobusuubuzi ebikwata ku ba kasitooma baabwe." }
{ "en": "There were many performances at the school concert.", "lg": "Waabaddewo bingi ebyalagiddwa ku mukolo ogwabadde ku ssomero." }
{ "en": "That path leads us to the river.", "lg": "Ne bakabona nabo bakyusibwa okuva ku muluka ogumu okudda ku mulala." }
{ "en": "Legislators oppose Uganda Revenue's demand for clientele information from commercial banks.", "lg": "Etteeka eryo liwakanyiziddwa okumala emyaka mingi" }
{ "en": "It is important to keep peace and security in the community.", "lg": "Kirungi okukuuma emirembe n'obutebenkevu mu kitundu." }
{ "en": "Who is considered as a school?", "lg": "Oluguudo luno lututuusa ku mugga." }
{ "en": "This bill has been fought for years", "lg": "Tulina abaazirwanako bameka?" }
{ "en": "The aspirant was not invited for the debate.", "lg": "Eyeesimbyewo teyayitiddwa mu kukubaganya ebirowoozo." }
{ "en": "The hippopotamus is one of the biggest wild animals.", "lg": "Ki ekitwalibwa ng'essomero?" }
{ "en": "How many veterans do we have?", "lg": "Abakungu bangi bavunaaniddwa mu kkooti z'amateeka olw'okukozesa obubi ensimbi z'eggwanga." }
{ "en": "The farmers have not supplied enough seeds.", "lg": "Abalimi tebagabye nsigo zimala." }
{ "en": "The country received one hundred thousand international tourists each year.", "lg": "Envubu y'emu ku nsolo z'omu nsiko ezisinga obunene." }
{ "en": "Several officials have been charged in courts of law for misuse of public funds.", "lg": "Mwali n'abantu bameka mu kulambula?" }
{ "en": "Government has constructed boreholes to reduce the water problem.", "lg": "Gavumenti ataddeewo zi nnayikondo okukendeeza ekizibu ky'amazzi." }
{ "en": "The child was killed and thrown into the bush.", "lg": "Eggwanga lyafuna abalambuzi emitwalo kkumi okuva mu nsi yonna buli mwaka." }
{ "en": "How many people were with you on the trip?", "lg": "Bakuba omulanga okwongera ku muwendo gw'abakazi abeenyigira mu bulimi." }
{ "en": "The funds were transferred a week ago to the school's account.", "lg": "Ensimbi zaawerezebwa wiiki ewedde ku akaawunti z'amassomero." }
{ "en": "Maintain social distancing to avoid the spread of coronavirus disease.", "lg": "Omwana yattibwa n'asuulibwa mu nsiko." }
{ "en": "There is a call to involve more women in farming.", "lg": "nan" }
{ "en": "The commercial value of the African game was upped by the agreement.", "lg": "Endagaano yalinnyisa omuwendo gwa ssente eziteekebwa mu muzannyo gwa Afirika." }
{ "en": "I hope you keep entertaining our President.", "lg": "Mwewe amabanga okusobola okutangira okusaasaana kw'ekirwadde kya kkolona." }
{ "en": "My father told me to iron his clothes.", "lg": "Eggwanga linaatera okusaanawo." }
{ "en": "\"The Ugandan wildlife agency aims to conserve, manage and regulate Uganda’s wildlife.\"", "lg": "\"Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsolo z'omu nsiko kigenderera okukuuma, okuddukanya n'okufuga ensolo z'omu Uganda ez'omu nsiko.\"" }
{ "en": "The resident district commissioner organised a place to resettle the sorcerers.", "lg": "Ka nsuubire oneeyongera okusanyusa pulezidenti." }
{ "en": "This country is moving towards destruction.", "lg": "Abateeberezebwa basaana okuleetebwa mu kkooti leero." }
{ "en": "There are many Christians in Uganda.", "lg": "Abakkiririza mu krisitu bangi mu Uganda." }
{ "en": "She generously donated the little she could.", "lg": "Omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti yataddewo ekifo okusenza abafuusa." }
{ "en": "The suspects should be brought to court today.", "lg": "Abakulembeze baalina enkayaana ku bikwata ku kutunda ettaka lya gavumenti" }
{ "en": "Water is essential to human health.", "lg": "Amazzi ga nkizo eri obulamu bw'omuntu." }
{ "en": "It is convened by His Highness Sheikh Mohamed bin Zayed.", "lg": "Yali musanyufu okuwaayo akatono ke yasobola." }
{ "en": "The leaders had a conflict over the sale of government land.", "lg": "Baagambibwa okuwanika." }
{ "en": "He retired from civil service.", "lg": "Yawummula okuva ku mirimu gya gavumenti." }
{ "en": "Patricia Balvanera is a professor at the institute for ecosystem and sustainability research.", "lg": "Lukubiriziddwa ow'ekitiibwa Sheikh Mohamed bin Zayed." }
{ "en": "They were told to surrender.", "lg": "Abantu batandise okulumbagana amaka g'abakungu ba gavumenti." }
{ "en": "Christians support their churches financially in doing their work.", "lg": "Abakulisitu bawanirira amakanisa gaabwe mu by'ensimbi okusobola okukola emirimu gy'ago." }
{ "en": "Yesterday was my sister's birthday so we had to celebrate it.", "lg": "Patricia Balvanera pulofeesa ku institute for ecosystem and sustainability research." }
{ "en": "People have started to attack the homes of government officials.", "lg": "Abapoliisi babiri bakutte omukulembeze olw'okusobya ku muwala w'emyaka ekumi n'esatu." }
{ "en": "Most schools in rural areas have underqualified teachers.", "lg": "Amasomero agasinga obungi mu bitundu eby'omu byalo galina abasomesa abatalina bisanyizo." }
{ "en": "She always plants beans in the first three months of the year.", "lg": "Eggulo gaabadde mazaalibwa ga muganda wange/mwannyinaze era twabadde tulina okujaguza." }
{ "en": "Two officers have arrested a leader for defiling a thirteen-year-old girl.", "lg": "Ssente zo zisaasaanye na magezi." }
{ "en": "These days buying land is costly.", "lg": "Ennaku zino okugula ettaka kwa bbeeyi." }
{ "en": "He was the first man to buy a car in this village.", "lg": "Asimba ebijanjaalo mu myezi esatu egisooka mu mwaka." }
{ "en": "Spend your money wisely.", "lg": "\"Mu Singapore, engeri zonna ez'okusibira emizannyo ku mitimbagano tezikkirizibwa okuggyako ng'okkiriziddwa.\"" }
{ "en": "Mistakes are always common if little time is given to do a job", "lg": "Ensobi bulijjo zibaawo singa obudde obuweereddwayo okukola omulimu buba butono." }
{ "en": "He will play in the football league.", "lg": "Ye musajja eyasooka okugula emmotoka ku kyalo kye." }
{ "en": "\"In Singapore, all forms of online betting are illegal unless exemptions are granted.\"", "lg": "Eggiraasi yagijjuza amazzi." }
{ "en": "He decided to participate in swimming competitions.", "lg": "Yasalawo okwetaba mu mpaka z'okuwuga." }
{ "en": "Most farmers have benefited from operation wealth creation.", "lg": "Ajja kuzannya mu liigi y'okusamba omupiira." }
{ "en": "She filled the glass with water.", "lg": "Waaliwo olutalo mu Acholi olwaleetebwawo omukongozzi w'emizimu omukazi." }
{ "en": "I would like to know whether it is important to go by the rules.", "lg": "Njagala okumanya obanga kikulu okugoberera amateeka." }
{ "en": "Women must help each other in terms of economic development.", "lg": "Abalimi abasinga baganyuddwa mu bonnabagaggawale." }
{ "en": "There was a war in Acholi land caused by a female spirit medium.", "lg": "Ku masowaani kwali tekulekeddwako mmere." }
{ "en": "Perforated basins are extensively used mainly for the Alestes nurse fishery on Lake Albert.", "lg": "Ebbaafu eziwummuddwamu ebituli zikozesebwa nnyo okwaluza ebyennyanja ku Nnyanja Albert." }
{ "en": "\"During holidays, children help out their parents.\"", "lg": "Abakyala basaanidde okuyambagana basobole okukulaakulana mu by'enfuna." }
{ "en": "There were no leftovers on the plates.", "lg": "Okujaguza Olunaku lwa Bataata kujaguza okugenderera okusiima ba taata bonna okwetooloola ensi yonna." }
{ "en": "We should involve the local faith communities to educate the youth about sex education.", "lg": "Tulina okwetabyamu bannadddiini b'omu kitundu okusomesa abavubuka ku bikwata ku kwegatta." }
{ "en": "Farmers can grow crops and rear animals at the same time.", "lg": "Abaana bayamba ku bazadde baabwe mu luwummula." }
{ "en": "Father's Day is a celebration to honor all fathers around the world.", "lg": "nan" }
{ "en": "Shy people find it hard to look directly into people's eyes.", "lg": "Abantu ab'ensonnyi kibazibuwalira okutunuula obutereevu abantu mu maaso." }
{ "en": "\"Lakes, rivers and swamps have encouraged economic activities like fishing.\"", "lg": "Abalimi basobola okulima ebimera n'okulunda ebisolo mu budde bwe bumu." }
{ "en": "Married couples are expected to give birth to children.", "lg": "Baatiisatiisizza okwekalakaasa olw'eby'ensasula." }
{ "en": "Teachers have resorted to other businesses to earn some money.", "lg": "nan" }
{ "en": "The report contains a summary of views on measles and mumps.", "lg": "\"Ennyanja, emigga n'entobazi biwagidde emirimu egivaamu ssente gamba nga obuvubi.\"" }
{ "en": "They threatened to strike over pay.", "lg": "Ebitongole by'obwannakyewa bulijjo bikwatagana n'ekkanisa okuddukanya pulojekiti ezimu." }
{ "en": "Our tour was put on hold.", "lg": "Okulambula kwaffe kwayimirizibwa." }
{ "en": "The police is investigating the murder of an elderly man in my village.", "lg": "Alipoota erimu obufunze bw'ebirowoozo ebikwata ku lukusense n'amambulugga." }
{ "en": "Non-governmental organisations usually partner with churches to run some projects.", "lg": "nan" }
{ "en": "The ministry of lands opened up its regional offices.", "lg": "Minisitule y'ebyettaka yagguddewo woofiisi z'ekitundu." }
{ "en": "The program is intended to reduce environmental degradation.", "lg": "Poliisi enoonyereza ku kutemulwa kw'omusajja omukadde ku kyalo kyange." }
{ "en": "That timekeeper does not ring the bell on time.", "lg": "Maneja waffe omupya ava mu Amerika." }
{ "en": "Court operations are based on the law.", "lg": "Enkola ya kkooti bulijjo yeesigama ku tteeka." }
{ "en": "The company set up a team to investigate its competitors' weaknesses.", "lg": "Puloogulaamu eruubirira okukendeeza ku kw'onoona obutonde obwetoolodde." }
{ "en": "Our new manager is from America.", "lg": "Gavumenti efuna etya omusolo?" }
{ "en": "Christians prepare special meals to celebrate the resurrection of Jesus annually.", "lg": "Abakrisitaayo bategeka eby'okulya eby'enjawulo okujaguza amazuukira ga Yesu buli mwaka." }
{ "en": "Forests act as global water pumps that deliver rain to distant regions.", "lg": "Kkampuni yateekawo ttiimu okunoonyereza ku bunafu bw'ababavuganya." }
{ "en": "How does the government raise revenue?", "lg": "Ebibiina ebimu byewola ssente mu kibiina ky'obwegassi." }
{ "en": "Public servants should have the interests of the country at heart.", "lg": "Abakozi ba gavumenti bateekwa okulumirirwa ebyetaago by'eggwanga lyabwe ku mutima." }
{ "en": "The newly appointed Vice president for Tanzania is female.", "lg": "Ebibira bikola nga ebikubi by'amazzi eby'ensi ebisindika enkuba mu bitundu ebyesudde." }
{ "en": "Some groups borrow money from the cooperative.", "lg": "Bonna abaakosebwa obunyazi baalina okukola sitaatimenti ku poliisi." }
{ "en": "The community worked with police to capture the suspect.", "lg": "Abatuuze baakolaganye ne poliisi okufuna ateberezebbwa okuzza emisango." }
{ "en": "My grandmother has seen two generations of her children.", "lg": "Omumyuka wa pulezidenti owa Tanzaniya eyakalondebwa mukazi." }
{ "en": "All the victims of the robbery had to record statements at the police station.", "lg": "Ayagala kwogera naawe ng'oli wekka." }
{ "en": "Misaligned wheels cause problems with the stability of the automobile.", "lg": "Emipiira egitateredde bulungi giremesa emmotoka okuggumira obulungi wansi." }
{ "en": "The secretary will share the highlights of the meeting.", "lg": "Jjajjange omukazi alabye ku bazzukulu nnakabirye." }
{ "en": "She wants to talk to you alone.", "lg": "Yagambibwa okusigala awaka okutuusa ng'awonye akawuka ka kkolona." }
{ "en": "She was born in Masaka to a mugishu mother and a Muganda father.", "lg": "nan" }
{ "en": "Security agencies must work hand in hand with the parents to tighten security.", "lg": "Omuwandiisi ajja kubategeeza ebikulu ebyali mu lukungaana." }
{ "en": "He was told to stay home until he recovers from coronavirus.", "lg": "Enkambi erimu amaka lukumi mu bina." }
{ "en": "Children have died because of malnutrition.", "lg": "Abaana bafudde lwa ndya mbi." }
{ "en": "What are the challenges of drug abuse among school-going children?", "lg": "Ebitongole ebikuumaddembe birina okukolera awamu n'abazadde okunyweza obukuumi." }
{ "en": "The camp constitutes one thousand four hundred households.", "lg": "Omusajja yali mukambwe eri bawala be." }
{ "en": "My sister is a designer.", "lg": "Muganda wange omuwala munnamisono." }
{ "en": "Teachers give too much holiday work to the children.", "lg": "Kusoomooza ki okuli mu kukozeseza ebiragalalagala mu baana abasoma?" }
{ "en": "The man was very strict with his daughters.", "lg": "Weebuuze kw'abo abakusingako." }
{ "en": "Contacts are the people that they interacted with.", "lg": "Bakontakiti be bantu be babaddeko nabo." }
{ "en": "He is interested in learning how to cook rice.", "lg": "Abasomesa bawa abaana emirimu mingi egy'okukola nga bali mu luwummula." }
{ "en": "Consult from those that are better than you.", "lg": "Baafunye ekyapa ky'ettaka okuva mu kifo kya bannamakorero." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "There is a lot of corruption in the police force.", "lg": "nan" }
{ "en": "They received a land title for the industrial site.", "lg": "Ensala za kkooti zisobola okusindikirwa omuwaabi okuyita ku mmeyiro." }
{ "en": "He is a very loyal friend of mine.", "lg": "Mukwano gwange mwesimbu nnyo gyendi." }
{ "en": "The government has discovered the actual cause of the landslides in this area.", "lg": "Mu poliisi mulimu obukenuzi bungi." }
{ "en": "The court judgements can be sent to the applicants via email.", "lg": "Ye muzannyi w'omuzannyo gwa ttena asinga mu nsi yonna." }
{ "en": "\"In July, police arrested an individual for attempting to engage in homosexual activities.\"", "lg": "\"Mu Gwomusanvu, poliisi yakwata omuntu omu olw'okugezaako okwenyigira mu bikolwa by'okulya ebisiyaga.\"" }
{ "en": "People no longer walk long distances to access medical services.", "lg": "Gavumenti ezzudde ekyo kyennyini ekiviirako okubumbulukuka kw'ettaka mu kitundu kino." }
{ "en": "He is the best tennis player in the world.", "lg": "Abasumba balondebwa mu buweereza." }
{ "en": "I enjoyed looking at his childhood pictures.", "lg": "Nnanyumirwa okulaba ebifaananyi byange eby'omu buto." }
{ "en": "She accidentally broke the glass.", "lg": "Abantu tebakyatambula ngendo mpanvu okufuna obujjanjabi." }
{ "en": "Priests are ordained for ministry.", "lg": "Wakyaliwo okweyongera mu bukenenuzi mu gavumenti" }
{ "en": "A reporter gives details about his career.", "lg": "Ow'amawulire alambulula ebikwata ku mulimu gwe." }
{ "en": "The hoe cannot be used to till the land.", "lg": "Yayasizza eggiraasi mu butanwa." }
{ "en": "There is still an increase in corruption in the government", "lg": "Abalimi baakakibwa okusimba emiyembe ne sayitulaasi." }
{ "en": "Farmers will be able to preserve milk and prevent contamination.", "lg": "Abalimi bajja kusobola okutereka obulungi amata n'okugakuuma obutayonooneka." }
{ "en": "Women will have access to free medical services which will improve their lives", "lg": "Enkumbi tesobola kukozesebwa kukabala ttaka." }
{ "en": "Farmers were forced to plant mangoes and citrus fruits.", "lg": "Abantu balina bye baagala ne bye bataagala." }
{ "en": "Arua is now connected to power.", "lg": "Arua kati eyungiddwa ku masannyalaze." }
{ "en": "The budget was approved after the councillors protest.", "lg": "Abakyala bajja kusobola okufuna ebyobulamu ku bwereere ebinaalongoosa obulamu bwabwe." }
{ "en": "People have likes and dislikes.", "lg": "Akakiiko akafuga omupiira mu Afirika tekaggulawo kuvuganya." }
{ "en": "The kingdom also has a lot of small sectors.", "lg": "Obwa kabaka era bulina ebitongole ebitonotono ebiwerako." }
{ "en": "Many of these troops were not informed about their destination.", "lg": "Embalirira yakkiriziddwa oluvannyuma lwa bakansala okwekalakaasa." }