test dict | train dict | val dict |
|---|---|---|
{
"en": "We have never seen such a fast runner like him.",
"lg": "Abantu abamu basabye gavumenti okuteekawo ebisale ebimanyiddwa ku nzijanjaba y'obulwadde bwa kkolona mu malwaliro."
} | {
"en": "\"Following operations on Nebbi-Goli-Jukia road, goods were delayed by the narrow route.\"",
"lg": "Olw'ebikwekweto ku luguudo lwa Nebbi-Goli-jukia ebyamaguzi byalwisibwa olw'obufunda bw'ekkubo."
} | {
"en": "Some salons work with both male and female clients.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "He invested additional capital of one million Ugandan shillings in his business.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The most successful boxers won gold in the light welterweight category.",
"lg": "Abazannyi b'ebikonde abaasinga okukola obulungi baawangula zzaabu mu kibinja ky'abazitowa kkiro nkaaga ku nkaaga mu nnya."
} | {
"en": "Can I ask you a question?",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Some people have requested the government to regulate the cost of coronavirus treatment in hospitals.",
"lg": "Nayiga bingi mu kisanja kyange nga ndi mu woofiisi."
} | {
"en": "The new uniforms will arrive tomorrow.",
"lg": "Yunifoomu empya zijja kutuuka enkya."
} | {
"en": "I want three pairs of socks.",
"lg": "Nkubuuzeeyo ekibuuzo?"
} |
{
"en": "She graduated with a Master of International Management Degree.",
"lg": "Waliwo ekirango ekiggya mu binaabiro."
} | {
"en": "Hepatitis can be stopped through vaccination hence people should go for Hepatitis vaccination",
"lg": "Obulwadde obukwata ekibumba busobola okukomezebwa nga bugemeddwa n'olwekyo abantu bagende bagemembwe."
} | {
"en": "My boss asked me to deliver the company's condolences on his behalf.",
"lg": "Njagala emigogo esatu egya sitookisi."
} |
{
"en": "I learnt a lot during my term of office.",
"lg": "Mukyala we yamutwala mu kkooti olw'okukozesa obubi ensimbi za famire."
} | {
"en": "Matters affecting a community should be raised.",
"lg": "Ensonga eziruma ekitundu zirina okwogerwa."
} | {
"en": "The flood destroyed the crops.",
"lg": "Mukama wange yansaba okumutuusizaayo obubaka bwa kkampuni obukubagiza."
} |
{
"en": "There is a new notice in the washrooms.",
"lg": "Omusajja yaddayo mu kkereziya okwejjusa ebibi bye eri omusossodooti."
} | {
"en": "\"After leaving the miserable marriage, she was happy again.\"",
"lg": "\"Bwe yava mu bufumbo obwali bumuleetera ennaku, yaddamu okufuna essanyu.\""
} | {
"en": "Refugees have been affected by yellow fever.",
"lg": "Amataba gaayonoona ebirime."
} |
{
"en": "His wife took him to court for misusing the family funds.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "A number of countries were involved in the study.",
"lg": "Amawanga agawerako geenyigidde mu kunoonyereza."
} | {
"en": "The individuals involved were not brought to court.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu bakoseddwa omusujja gw'enkaka."
} |
{
"en": "The man ran back to church to confess his sins to the priest.",
"lg": "Puloojekiti evujjirirwa ekitongole kya Trade Mark East Africa ey'obukadde bubiri n'emitwalo kkumi egya ddoola etumbula ebyobusuubuzi by'ensi yonna."
} | {
"en": "Female police officers are preferred nowadays.",
"lg": "Abasirikale abakazi bettanirwa ennaku zino."
} | {
"en": "Concerns have arisen about the growing number of traditional healers in the region.",
"lg": "Abaali bavunaanibwa tebaaleetebwa mu kkooti."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "Obukugu buyinza okutendekebwa oba okufunibwa."
} | {
"en": "\"Many people are educated, but they do not have jobs.\"",
"lg": "Abantu bangi bayivu naye tebalina mirimu."
} | {
"en": "People lack land to engage in economic activities and provide for their children.",
"lg": "Obweraliikirivu bweyongedde ku nnamba y'abasawo b'ekinnansi eyeeyongera mu kitundu."
} |
{
"en": "Two-point one million dollars Trade Mark East Africa funded project promotes international trade.",
"lg": "Akola ku kwaniriza abagenyi mu woofiisi eyo akwata bulungi ba kasitooma."
} | {
"en": "\"After receiving surgery, Jennifer helped out by making beds and assisting her surgeon.\"",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Uganda is safe from the Zika virus.",
"lg": "Abantu tebalina ttaka we basobola okukolera okulabirira abaana baabwe."
} |
{
"en": "Skills can be trained or acquired.",
"lg": "Omukozi omupya yawandiikiddwa."
} | {
"en": "The meeting was adjourned so that people could have lunch.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Teachers greatly influence student's characters.",
"lg": "Uganda terina kawuka ka Zika."
} |
{
"en": "The receptionist in that office handles clients very well.",
"lg": "Nnazaalibwa mu Buvanjuba bwa Uganda."
} | {
"en": "Pests lay eggs on the plant leaves.",
"lg": "Ebiwuka bibiika amagi ku bikoola by'ebirime."
} | {
"en": "The doctors are examining the dead body to find what caused his death.",
"lg": "Abasomesa bakola kinene ku nneyisa y'abayizi."
} |
{
"en": "A new employee was recruited.",
"lg": "Tetufunanga buyambi bwonna bukya omwaka guno gutandika."
} | {
"en": "The schools should also work in hand with the churches.",
"lg": "Amasomero galina okukolaganira awamu n'amakanisa."
} | {
"en": "There will be an improvement in education services.",
"lg": "Abasawo beekebejja mulambo okuzuula ekyaviiriddeko okufa kwe."
} |
{
"en": "I was born in Eastern Uganda.",
"lg": "Abantu abava mu ggwanga lye Iran bagoberera amateeka g'okusasulira omusajja agamanyiddwa."
} | {
"en": "She filled the bucket with water.",
"lg": "Akalobo yakajjuzza n'amazzi."
} | {
"en": "The government built a permanent house for the resident who offered his land.",
"lg": "Wajja kubaawo okwongera mu mpeereza y'ebyenjigiriza."
} |
{
"en": "We have not received any donations since the year began.",
"lg": "Abazadde abamu batwala abaana baabwe mu masomero agagaba sikaala ne bbasale."
} | {
"en": "The region reports a high number of deaths.",
"lg": "Ekitundu kilina omuwendo gw'abantu abafudde mungi."
} | {
"en": "The harmonization of the customs tariffs in the region will finally be achieved.",
"lg": "Gavumenti yazimbira omutuuze eyawaayo ettaka lye enyumba ey'obuwangaazi ."
} |
{
"en": "The people from Iran follow specific bridal dowry laws.",
"lg": "Ekibiina ebijaganya byalabibwako ku nguudo za Kampala ng'okulangirira kuwedde."
} | {
"en": "Various stakeholders have discussed how best to enrol more students under scholarships.",
"lg": "Abakwatibwako ab'enjawulo bakubaganyizza ebirowoozo ku butya bwe bayinza okwongera ku bayizi abali ku sikaala."
} | {
"en": "Popular attention is the perfect weapon against terror.",
"lg": "Tujja kusobola okuba n'omusolo gwe gumu ku by'amaguzi."
} |
{
"en": "Some parents take children to schools that provide scholarships and bursaries.",
"lg": "\"Ekikulu si kitebe kya poliisi, guba muwendo gwa basirikale ababeera ku poliisi.\""
} | {
"en": "The hippopotamus bit their legs.",
"lg": "Envubu yabalumye amagulu."
} | {
"en": "The leader by that time had ruined that country.",
"lg": "Abantu bonna okuba obulindaala kyakulwanyisa kya maanyi ekisobola okumalawo obutujju."
} |
{
"en": "Cheering crowds were seen in the streets of Kampala after the announcement.",
"lg": "Teri kyetaagisa omuntu okwegatta ku ttiimu y'essomero ey'omupiira gw'ebigere."
} | {
"en": "He formed a new political party.",
"lg": "Yatondawo ekibiina ky'ebyobufuzi ekipya."
} | {
"en": "He is not as bad as the other money lenders around town.",
"lg": "Omukulembeze mu kiseera ekyo yali attattanye eggwanga eryo."
} |
{
"en": "\"What matters isn't the police post, its the number of police officers at the police post.\"",
"lg": "Omulwadde yabadde mu mbeera mbi."
} | {
"en": "Her boyfriend gave her flowers on her birthday.",
"lg": "Omulenzi we yamuwa ebimuli ku mazaalibwa ge."
} | {
"en": "He was criticized for his bad address during the campaign.",
"lg": "Si mubi bw'omugeraageranya ku bawozi ba ssente abalala abali mu kibuga."
} |
{
"en": "There is no requirement for one to join the school football team.",
"lg": "Omupangisa yagaanye okuva mu nnyumba."
} | {
"en": "He is going to fight us to the end.",
"lg": "Agenda kutulwanyisa okutuusa ku nkomerero."
} | {
"en": "People should keep the social distance at least two meters from each other.",
"lg": "Yakolokoteddwa olw'okwogera obubi mu kunoonya akalulu."
} |
{
"en": "The patient was in bad condition.",
"lg": "Munnamawulire yannyonnyola kye balina okukola."
} | {
"en": "He is one of the suspected criminals.",
"lg": "Y'omu ku abo abateeberezebwa okuba abamenyi b'amateeka."
} | {
"en": "Churches have been closed for over ninety days.",
"lg": "Abantu balina okwewa amabanga waakiri mmita bbiri okuva ku mulala."
} |
{
"en": "The tenant refused to get out of the house.",
"lg": "Entalo z'omunda mu bibinja by'enzikiriza tezikkirizibwa ddaala."
} | {
"en": "Religious affiliation is the selfÐan identified association of a person with a religion.",
"lg": "Enzikiriza y'edddiini kintu ekigatta omuntu n'eddiini"
} | {
"en": "The value of pluralism involves recognizing that different cultures see nature in different ways.",
"lg": "Ekkanisa ziggaddwa ennaku ezisoba mu kyenda."
} |
{
"en": "The journalist explained what they have to do.",
"lg": "Ssemateeka alina okussibwamu ekitiibwa."
} | {
"en": "My grandmother told me to sweep the compound.",
"lg": "Jjajja omukazi yaŋŋamba okwera oluggya."
} | {
"en": "I want to do a full body check-up.",
"lg": "Okukkaanya kuzingiramu okukkiriza nti obuwangwa obw'enjawulo bulaba ebintu mu ngeri ez'enjawulo."
} |
{
"en": "Internal battles amongst religious groups are highly unacceptable.",
"lg": "ki ekireetawo obubenje ku nguudo?"
} | {
"en": "Health workers are advised to wear gloves while attending to patients.",
"lg": "Abasawo baweebwa amagezi okwambala giraavuzi nga bakola ku balwadde."
} | {
"en": "The management is pinned for its wrongs already exposed by the university visitation committee.",
"lg": "Njagala kukeberwa omubiri gwonna."
} |
{
"en": "The constitution must be obeyed.",
"lg": "Omulamuzi yawadde ensala ye."
} | {
"en": "Someone stole our food from the store.",
"lg": "Waliwo eyabbye emmere yaffe okuva mu ggwanika."
} | {
"en": "They were both in love with each other.",
"lg": "Obukulembeze bulumirizibwa olw'ensobi ezaayaniddwa akakiiko akalambuzi ka yunivaasite."
} |
{
"en": "What causes road accidents?",
"lg": "Yanywa omwenge mungi n'atamiira."
} | {
"en": "She complained that she was being overworked.",
"lg": "Yeemulugunya nti baali bamukozesa nnyo."
} | {
"en": "She died in traditional places of worship.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The judge gave his verdict.",
"lg": "Okutemulwa kw'omupoliisi kukyanoonyerezebwako."
} | {
"en": "That hen lays small eggs.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Mother praises her for always being obedient.",
"lg": "Yafiira mu masabo."
} |
{
"en": "He took a lot of alcohol and became very drunk.",
"lg": "Abalimi ba Uganda balina okufaayo okufulumya obuwunga bwa muwogo obuli ku mutindo ogwawagulu."
} | {
"en": "People refused to vacate the areas near the river bank.",
"lg": "Abantu baagaana okuva mu bifo ebiri okumpi n'embalama z'ennyanja."
} | {
"en": "Parents have a huge responsibility of educating their children.",
"lg": "Maama amuwaana okubeera omuwulize bulijjo."
} |
{
"en": "The murder of the police officer is still being investigated.",
"lg": "Ŋŋenda kukwata akatambi ka viidiyo ku ssimu yange."
} | {
"en": "The government should impose strict laws to people who violate the rights of women.",
"lg": "Gavumenti esaanye eteekewo amateeka amakakali ku bantu abatyoboola eddembe ly'abakyala."
} | {
"en": "Her skin got blisters because of the hot water that had burnt her.",
"lg": "Abazadde balina obuvunaanyizibwa bw'amaanyi okusomesa abaana baabwe."
} |
{
"en": "Ugandan farmers should focus on producing high-quality cassava flour.",
"lg": "Apo zitera kuliibwa nga mbisi oba nga nfumbe."
} | {
"en": "He sat for his senior four exams when he was thirty five years old.",
"lg": "Ebigezo bye ebya siniya eyookuna yabituula alina emyaka asatu mu etaano."
} | {
"en": "Journalists are not allowed to record court hearings.",
"lg": "Omubiri gwe gwafuna ebinuubule olw'amazzi agaali gamwokezza."
} |
{
"en": "I am going to record the video on my phone.",
"lg": "Waliwo omuwendo gw'ensimbi gwe tulina okusasula buli mwezi."
} | {
"en": "The ministry will distribute palm oil seeds to the farmers.",
"lg": "Minisitule ejja kugabira abalimi ensigo z'ebinazi."
} | {
"en": "Many unprincipled dealers claiming to be clearing agents charge importers highly.",
"lg": "Banamawulire tebakkirizibwa kukwata bigenda maaso mu kooti."
} |
{
"en": "Apples are commonly eaten fresh or cooked.",
"lg": "Yasamba omupiira ne gwasa endabirwamu y'eddirisa."
} | {
"en": "The earthquake left most houses destroyed.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "We fetch water from the tap.",
"lg": "Abafere abeefuula abakola ku bayingiza eby'amaguzi mu ggwanga babaggyako ssente nnyingi."
} |
{
"en": "There is a specific amount of money we are supposed to pay every month.",
"lg": "Yalina okusala amagezi okulaba nti omwana we abuguma kubanga obudde bwali bunyogoga nnyo."
} | {
"en": "She had to extend the submission time because the system was down.",
"lg": "Yalina okwongezaayo obudde bw'okuwaayo kubanga omuyungo gwa yintaneeti gwali guvuddeko."
} | {
"en": "The project will ensure regional development .",
"lg": "Amazzi tugakima ku taapu."
} |
{
"en": "He kicked the ball and it broke the window glass.",
"lg": "Okuyiga kw'abaana abato mu kitundu kuyamba abaana okusoma ku bo bennyininnyini."
} | {
"en": "The church has been under construction for the last two years.",
"lg": "Ekkanisa ebadde ezimbibwa okumala emyaka ebiri egiyise."
} | {
"en": "The game organizers have purchased building materials.",
"lg": "Pulojekiti ejja kuleetawo enkulaakulana mu bitundu."
} |
{
"en": "She had to find a way to get warmth for her baby because it was cold.",
"lg": "Yalabula ku kulwanagana wakati w'ab'omu maka ago abiri."
} | {
"en": "The government has invested more resources into the healthcare system.",
"lg": "Gavumenti eyongedde okussa ssente mu by'obulamu."
} | {
"en": "We are going to that country to look for work.",
"lg": "Abategesi b'emizannyo babagulidde ebizimbisibwa."
} |
{
"en": "Early childhood in the community helps children to learn about themselves.",
"lg": "Omukulu yasingisibwa omusango gw'okukuba ensolo amasasi."
} | {
"en": "What can you say about illegal businesses?",
"lg": "Kiki ky'oyinza okwogera ku bizinensi ezitali mu mateeka?"
} | {
"en": "Each goal scored in this game is worth ten points.",
"lg": "Tugenda mu nsi eyo kunoonya mirimu."
} |
{
"en": "He warned about fighting between the two families.",
"lg": "Ebikozesebwa mu kujjanjaba birina okukuumibwa obulungi"
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The re-appointment brought concern amongst the leaders.",
"lg": "Buli ggoolo eteebwa mu muzannyo guno ezitowa obubonero kkumi."
} |
{
"en": "An officer was found guilty of shooting animals.",
"lg": "Yasaagirira era ne kituleetera okuseka."
} | {
"en": "How many countries are subscribed to the European Union?",
"lg": "Mawanga ameka agali mu kibiina ky'Obumu bwa Bulaaya?"
} | {
"en": "There are different types of coffee plants.",
"lg": "Okuddamu okulondebwa kwaleesewo okwewuunaganya mu bakulembeze."
} |
{
"en": "Medical equipment should always be maintained.",
"lg": "Abakazi baweebwa amagezi okwogera buli lwe baba nga batulugunyizibwa mu maka gaabwe."
} | {
"en": "Study with confidence and you will get your dream job.",
"lg": "Ssoma n'obuvumu ojja kufuna omulimu gw'ekirooto kyo."
} | {
"en": "She is a professional news reporter.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "He made jokes that made us laugh.",
"lg": "Mu Uganda mulimu ensozi mmeka eziwandula omuliro?"
} | {
"en": "Many families lost their loved ones in the hurricane last month.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "That country might go to war if the new president is not sworn in immediately.",
"lg": "Musasi wa mawulire omutendeke."
} |
{
"en": "Women are advised to speak out whenever they are mistreated in their homes.",
"lg": "Yasanyuka nnyo olw'ebyo bye yali akoze."
} | {
"en": "She was afraid of dancing before very many people.",
"lg": "Yali atidde okuzinira mu maaso g'abantu abangi."
} | {
"en": "The American non-government organisation funds the hospital.",
"lg": "Eggwanga eryo liyinza okubalukamu olutalo singa pulezidenti omupya talayizibwa mbagirawo."
} |
{
"en": "How many volcanic mountains are in Uganda?",
"lg": "Kkampuni ya Ttaaba eya British American Tobacco yeddiza ebintu byayo."
} | {
"en": "Primary broadcasters of the matches lost their rights when the agreement was canceled.",
"lg": "Abaali balina okuweereza emizannyo egyo okuva ku bisaawe baggibwako olukusa oluvannyumma lw'okusazaamu endagaano eyo."
} | {
"en": "People satisfy themselves while being greedy to others.",
"lg": "Ekitongole ky'obwannakyewa eky'Abamerika kivujjirira eddwaliro."
} |
{
"en": "He was very pleased with himself.",
"lg": "\"Ku nkomerero y'emyaka ena egisooka mu siniya, abayizi bakola ebigezo by'eddaala lya siniya erya wansi.\""
} | {
"en": "More security guards were employed to improve security.",
"lg": "Abakuumi abalala baaleeteddwa okwongera ku bukuumi."
} | {
"en": "Construction work will not commence unless all stakeholders are satisfied.",
"lg": "Abantu bekusa nga balaga omululu eri abalala."
} |
{
"en": "The British American Tobacco Company repossessed its former properties.",
"lg": "Abakulembeze baawaayo ssente ku kuzimba eddwaliro."
} | {
"en": "Why do we need justice in our society?",
"lg": "Lwaki twagala obwenkanya mu kitundu kyaffe?"
} | {
"en": "They are coming back next week.",
"lg": "Okuzimba tekujja kutandika okuggyako nga be kikwatako bonna bamatidde."
} |
{
"en": "\"At the end of the first four years in secondary, students undertake Ordinary-level exams.\"",
"lg": "Enjawukana ejja kukosa bubi disitulikiti zombi."
} | {
"en": "The school excluded her from sports activities because of her poor health.",
"lg": "Essomero lyamuggya ku mizannyo olw'embeera y'obulamu bwe etali nnungi."
} | {
"en": "I found her sister laughing at the picture.",
"lg": "Bakomawo wiiki ejja."
} |
{
"en": "Leaders contributed money towards the hospital construction.",
"lg": "Yawandiika akabaluwa ng'ansaba okumuyamba muweeyo ku ssente."
} | {
"en": "The United Nations has offered tremendous assistance to Uganda.",
"lg": "Ekibiina ky'amawanga amagatte kiwadde Uganda obuyambi bungi nnyo."
} | {
"en": "English is the official and popular language in Uganda.",
"lg": "Nasanze muganda we ng'asekerera ekifaananyi."
} |
{
"en": "The division will affect both districts negatively.",
"lg": "\"Newankubadde yatwalibwa ku alimanda, yaweebwanga obujjanjabi.\""
} | {
"en": "She refused to get married to that old fat man.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "She couldn't believe that her sister was barren.",
"lg": "Olungereza lwe lulimi olutongole era oluganzi mu Uganda."
} |
{
"en": "She wrote a note asking me to help her with some money.",
"lg": "Mu kitundu ekyo basimayo zzaabu."
} | {
"en": "The arrested mayor was later found innocent.",
"lg": "Meeya eyakwatibwa oluvannyuma baakizuula nga talina musango."
} | {
"en": "Successful businesses are not easy to maintain.",
"lg": "Yali takikkiriza nti muganda we yali mugumba."
} |
{
"en": "\"Much as he was remanded, he was given access to medical services.\"",
"lg": "Omuntu omu ye yakoseddwa amasasi."
} | {
"en": "The sunlight rays dry our clothes.",
"lg": "Omusana gukaza engoye zaffe."
} | {
"en": "Northern Uganda has benefited from the construction program.",
"lg": "Bizineesi ezikola obulungi si nnyangu za kukuuma nga zitambula bulungi."
} |
{
"en": "There is gold mining in that region.",
"lg": "Ebimu ku biwuka ebirya ekimera kya kasooli bye biruwa?"
} | {
"en": "Donkeys are hardworking animals.",
"lg": "Endogoyi nsolo nkozi nnyo."
} | {
"en": "A life without money is difficult.",
"lg": "Obukiikakkono bwa Uganda buganyuddwa okuva mu pulogulamu y'okuzimba."
} |
{
"en": "One person was injured in the shooting.",
"lg": "Ssaabaminisita w'eggwanga atambulira mu nnyonyi ya nnamunkanga."
} | {
"en": "Fish Parking and Fish Processing companies have closed down.",
"lg": "Amakampuni agakola ku Kupakira n'Okulongoosa Ebyennyanja gaggalawo."
} | {
"en": "I caught him stealing money from my bag.",
"lg": "Obulamu omutali ssente buzibu."
} |
{
"en": "What are some of the pests that attack the maize plant?",
"lg": "Ddokita ajja kulaba abalwadde bonna ku kalwaliro ke ng'amalya g'ebyemisana tegannatuuka."
} | {
"en": "The police is planning to buy patrols to help in crime prevention.",
"lg": "Poliisi eteekateeka okugula emmotoka ennawunyi okugiyambako mu kutangira obuzzi bw'emisango."
} | {
"en": "User fees at public health facilities were abolished.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The prime minister of the country moves in a helicopter.",
"lg": "Yakuba ebifaananyi ku mbaga eyo."
} | {
"en": "Most youths in Uganda are self-employed.",
"lg": "Abavubuka abasinga mu Uganda beekozesa."
} | {
"en": "What could be the hindrances to the future development of youths?",
"lg": "Ebisale by'obujjanjabi ku malwaliro ga gavumenti byawerebwa."
} |
{
"en": "The doctor will see all the sick patients at his clinic before lunchtime.",
"lg": "Teyakkiriziganya na mukyala we ku ky'okutwala abaana baabwe mu ssomero ly'ekisulo."
} | {
"en": "The classroom block constructed by the organization was destroyed.",
"lg": "Ekibiina ekyazimbibwa ekitongole kyayonooneddwa."
} | {
"en": "The court hearing of that case was postponed.",
"lg": "Ki ekiyinza okuba omuziziko mu nkulaakulana y'abavuvuka ey'omu maaso."
} |
{
"en": "He took photographs of the ceremony.",
"lg": "Abantu bali mu kusomesebwa ku bikolebwa mu buwangwa bwabwe."
} | {
"en": "How many visitors were they?",
"lg": "Baali abagenyi bameka?"
} | {
"en": "I wonder why they are looking at me.",
"lg": "Okuwulira kwa kkooti ku musango ogwo kwayongezeddwayo."
} |
{
"en": "He disagreed with his wife about taking their children to boarding school.",
"lg": "Akatabo ako ak'amawulire kaakafulumya olufulumya lwako olw'omulundi ogw'akakaaga."
} | {
"en": "The Uganda Communications Commission regulates communications.",
"lg": "Akakiiko ka Uganda ak'Ebyempuliziganya ke kafuga ebyempuliziganya."
} | {
"en": "E-learning systems enhance traditional face-to-face content delivery",
"lg": "Nneebuuza lwaki bantunuulira."
} |
{
"en": "People are being taught about their cultural practices.",
"lg": "Ssente mmeka ezaaweebwa ekitongole ky'eby'obulimi n'obulunzi omwaka guno ogw'eby'ensimbi?"
} | {
"en": "The leader refused to apologize.",
"lg": "Omukulembeze yagaana okwetonda."
} | {
"en": "My uncle owns the biggest hotel in town.",
"lg": "Emitimbagano girongoosa obuweereza bw'obubaka obw'edda obw'omuntu ku muntu."
} |
{
"en": "That magazine has just published its six thousandth edition.",
"lg": "Abayizi balina eddakiika amakumi abiri okunyuma ne bannaabwe ng'ekitundu ekiddako tekinnatandika."
} | {
"en": "Avoid braking wherever possible.",
"lg": "Weewale okulinnyalinnya ku bbuleeki bwe kiba kisoboka."
} | {
"en": "The long period taken by the administrator to turn around the company's fortunes mean he has failed",
"lg": "Kkojjange alina wooteeri esinga obunene mu kibuga."
} |
{
"en": "How much funds were allocated to the agricultural sector this financial year?",
"lg": "Ki ekifuula omuntu omuwanguzi?"
} | {
"en": "There is an increasing habit of spreading fake news.",
"lg": "Waliwo omuze ogweyongera ogw'okusaasaanya amawulire amafu."
} | {
"en": "The Uganda Football Association presidential elections will be held on Thursday next week.",
"lg": "Ebbanga eggwanvu eritwalibwa omukulembeze okutuusa kkampuni ku biruubirirwa byayo kitegeeza alemereddwa."
} |
{
"en": "The students have twenty minutes to interact with each other before the next session.",
"lg": "Abakulembeze tebamanyisizza bantu na ku bakunga kimala."
} | {
"en": "Can Bemanya's removal save or ruin the company?",
"lg": "Okuggyawo Bemanya kisobola okutaasa oba okwongera okubbika kkampuni?"
} | {
"en": "She had bruises on her face.",
"lg": "Okulonda pulezidenti w'Ekibiina ky'Omupiira gw'Ebigere mu Uganda kujja kubaawo ku Lwokuna lwa wiiki ejja."
} |
{
"en": "What makes one a champion?",
"lg": "Abagole bagenda kusembereza wa abagenyi baabwe ?"
} | {
"en": "I want to shift from this village.",
"lg": "Njagala kusenguka ku kyalo kino."
} | {
"en": "She is a brave child.",
"lg": "Yalina ebinuubule ku maaso."
} |
{
"en": "Leaders have not sensitized and mobilised people enough.",
"lg": "Ebimera ebisinga bimera ku ttaka."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "How much does Uganda produce per year?",
"lg": "Mwana muvumu."
} |
{
"en": "Where is the wedding reception going to be?",
"lg": "Yabagamba ebyaliwo."
} | {
"en": "A new political party has been launched.",
"lg": "Ekibiina ky'ebyobufuzi ekipya kitongozeddwa."
} | {
"en": "Gun killings are on the increase these days.",
"lg": "Uganda efulumya kyenkana ki omwaka?"
} |
{
"en": "Most plants grow on land.",
"lg": "Kkampuni ebunyisa amasannyalaze mu Bugwanjuba bwa Uganda ejja kwongera ku kugabunyisa olw'eggabuliro eddala eppya."
} | {
"en": "There are different ways of creating awareness.",
"lg": "Waliwo engeri ez'enjawulo ez'okumanyisaamu abantu."
} | {
"en": "My parents extended my curfew to nine o'clock in the evening.",
"lg": "Okuttisa abantu emmundu kweyongedde nnyo ebiro bino."
} |
{
"en": "He told them the story.",
"lg": "Amawanga abiri gaakolera wamu okulwanyisa okukomola abakazi."
} | {
"en": "Wars negatively affect business operations.",
"lg": "Entalo zikosa nnyo entambuza y'obusuubuzi."
} | {
"en": "A feasibility study will be conducted before construction starts on the land.",
"lg": "Bazadde bange baayongezaayo kafiyu wange okutuuka ku ssaawa ssatu ez'ekiro."
} |
{
"en": "Power Distribution Company in Western Uganda will improve distribution with a new substation.",
"lg": "Uganda yeetegekera kulonda kwa bonna okujja."
} | {
"en": "The government aims at creating a consistent and stable economy.",
"lg": "Gavumenti eruubirira okuteekawo ebyenfuna ebitakyukakyuka era ebitebenkevu."
} | {
"en": "She was also the program coordinator.",
"lg": "Okwekenneenya kujja kukolebwa nga okuzimba ku ttaka tekunnaba."
} |
{
"en": "The two countries worked together to fight against female genital mutilation.",
"lg": "\"Ng'amaze okukungula obulo, yabututte ewaka.\""
} | {
"en": "The president announced the immediate closure of schools in the country.",
"lg": "Pulezidenti yalangirira okuggala amasomero mu ggwanga mbagirawo."
} | {
"en": "I took my sick daughter to the town clinic.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Uganda is in preparation for the upcoming general elections.",
"lg": "Kijja kitya nti akkiririza mu by'obufuusa?"
} | {
"en": "The thieves stole everything in the house and left it empty.",
"lg": "Ababbi babba ebintu byonna mu nnyumba ne bagireka nga nkalu."
} | {
"en": "The teams will meet for the first time.",
"lg": "Muwala wange omulwadde nnamutwala ku kalwaliro k'omu kibuga."
} |
{
"en": "\"After harvesting the millet, she took it home.\"",
"lg": "Ebyennyanja bikuumibwa bitya?"
} | {
"en": "He is such a silly boy.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The auditor general submitted his audit report to parliament.",
"lg": "Ttiimu zijja kusisinkana omulundi ogusooka."
} |
{
"en": "How come she believes in magic?",
"lg": "Abatembeeyi b'oku nguudo baagobebwa ku nguudo z'omu kibuga."
} | {
"en": "Every person who dies has to be buried either by relatives or the government.",
"lg": "Buli muntu afa aziikibwa ab'oluganda lwe oba gavumenti."
} | {
"en": "Legislators showed allegiance to the idea of peaceful transition.",
"lg": "Omubalirizi w'ebitabo bya gavumenti yawaddeyo alipoota ye eri paalamenti."
} |
{
"en": "How is fish reserved?",
"lg": "Amaka g'obwapulezidenti gasabye nti ebimaze okuyisibwa birina okukolebwa bunnambiro."
} | {
"en": "The leaders are looking for a solution to the recent conflicts in the community.",
"lg": "Abakulembeze basala amagezi ag'okugonjoola entalo ezizzeewo mu bantu."
} | {
"en": "The two opposition candidates are working on a coalition before the national elections.",
"lg": "Ababaga amateeka b'eyama okuwagira ekirowoozo ky'okukyusa mu bukulembeze mu mirembe."
} |
{
"en": "Street vendors were chased away from the city streets.",
"lg": "Maama yagulidde abalenzi omupiira omupya."
} | {
"en": "My friend joined the police force after completing his bachelor's degree.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "We hold a party every new year's eve.",
"lg": "Abeesimbyewo biri abali ku ludda oluvuganya bali mu nteesaganya y'okwegatta ng'okulonda tekunnatuuka."
} |
{
"en": "The state house specifically asked that the approvals be done immediately.",
"lg": "Nkwagaliza olwomukaaga ne Sande ez'essanyu."
} | {
"en": "The tour vehicles transport tourists from one place to another.",
"lg": "Emmotoka ezikozesebwa mu kulambula zitwala abalambuzi okuva mu kifo ekimu okudda mu kirala."
} | {
"en": "\"He is a handsome, charming man, and has a firm character.\"",
"lg": "Ku buli ntandikwa y'omwaka tuba n'akabaga."
} |
{
"en": "Mother bought a new ball for the boys.",
"lg": "Nafiiriddwa ebintu bingi mu mataba agaaleeteddwa nnamutikwa w'enkuba eyatonnye ekiro."
} | {
"en": "I had a scary dream last night.",
"lg": "Nafunye ekirooto eky'entiisa ekiro kya jjo."
} | {
"en": "Many people are demanding payment.",
"lg": "Musajja alabika bulungi era mucamufu era anywerera ku nsonga."
} |
{
"en": "Have a joyful Saturday and Sunday.",
"lg": "Minisita yagamba nti amabanja ga bbanka gonna galina okusasulwa."
} | {
"en": "Your friend is going to spoil you.",
"lg": "Mukwano gwo agenda kukwonoona."
} | {
"en": "A diet rich in vegetables can lower the high sugar levels in the body.",
"lg": "Abantu bangi basaba kusasulwa."
} |
{
"en": "I lost a lot of property in the flood caused by the heavy rains last night.",
"lg": "Gavumenti kiki ky'ekoze okuyamba bamufunampola?"
} | {
"en": "New leaders are usually sworn in for the new leadership positions.",
"lg": "Abakulembeze abapya balayizibwa bawebwe ebifo byabwe eby'obukulembeze"
} | {
"en": "A lot of money is still missing from the bank.",
"lg": "Ebyokulya eby'enva endiirwa bisobola okukkakkanya sukaali mu mubiri."
} |
{
"en": "The minister said that all bank loans should be paid back.",
"lg": "Ekirwadde ky'ekikungo kirese abantu bangi nga tebalina mirimu era nga baavu."
} | {
"en": "Have you fetched water?",
"lg": "Okimye amazzi?"
} | {
"en": "If your husband is irresponsible then use family planning.",
"lg": "Ensimbi nnyingi ezitalabikako mu bbanka."
} |
{
"en": "What has the government done to help low-income earners?",
"lg": "Okukuuma eddembe ly'obuntu kirina emiganyulo mingi."
} | {
"en": "People lack the income to go for entertainment activities.",
"lg": "Abantu tebalina ssente kugenda kwesanyusaamu."
} | {
"en": "Women are harassed at security borders.",
"lg": "\"Omwami wo bw'ataba na buvunaanyizibwa, kozesa enkola ya kizaala ggumba.\""
} |
{
"en": "The pandemic has left many people jobless and poor.",
"lg": "Olutindo olupya lwagwamu oluvannyuma lwa namutikwa w'enkuba."
} | {
"en": "The deaf boy cannot talk.",
"lg": "Omulenzi kiggala tasobola kwogera."
} | {
"en": "Unknown people murdered the man and dumped his body in the forest.",
"lg": "Abakyala batyoboolwa ku nsalo z'ebyokwerinda."
} |
{
"en": "Protecting human rights has many benefits.",
"lg": "Omulwadde eyafa obulwadde bw'akawuka ka kolona ajja kuziikibwa omwezi guno ogwomwenda"
} | {
"en": "We were attacked by a lion yesterday.",
"lg": "Twalumbiddwa empologoma eggulo."
} | {
"en": "The company will use social media to advertise any new products.",
"lg": "Abantu abatamanyikiddwa baatemula omusajja omulambo gwe ne bagusuula mu kibira."
} |
{
"en": "The new bridge collapsed after the heavy rains.",
"lg": "Ekibiina ky'abayizi abaasomerako ku ssomero kyawaayo ssente ez'okuzimba ekizimbe ky'ebibiina kino."
} | {
"en": "She jumped from the tall building and broke her leg.",
"lg": "Yabuuka okuva ku kizimbe ekiwanvu n'amenyeka okugulu."
} | {
"en": "This created unnecessary speculation and mistrust.",
"lg": "Kkampuni ejja kukozesa emikutu emigattabantu okulanga ebintu byayo ebipya."
} |
{
"en": "A patient who died of coronavirus disease will be laid to rest this September.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "There are a number of wealth creation programs around agriculture.",
"lg": "Waliwo pulogulaamu nnyingi ez'okweggya mu bwavu ezeetooloorera ku byobulimi n'obulunzi."
} | {
"en": "The church gave all its new followers Bibles to start their journey with God.",
"lg": "Kino kyatondawo obuteesigangana n'okubuusabuusa."
} |
{
"en": "The old students association contributed money towards the construction of this classroom block.",
"lg": "Lwaki oluguudo lwandibadde luggalwa?"
} | {
"en": "Seeing her children happy makes her happy too.",
"lg": "Bw'alaba abaana be nga basanyufu naye aba musanyufu."
} | {
"en": "The family hired an engineer to repair one of their security cameras.",
"lg": "Ekkanisa yawa abagoberezi baayo bonna abapya Bayibuli basobole okutandika olugendo lwabwe ne Katonda."
} |
{
"en": "Our maid only goes to their home during the Christmas holidays.",
"lg": "Abaaliko abajaasi bangi baawulira nga bagumu bulungi okudda mu maka gaabwe."
} | {
"en": "The sports competition keeps youth away from unlawful activities.",
"lg": "Ebyemizannyo bikuuma abavubuka nga tebeenyigia mu bintu ebimenya amateeka."
} | {
"en": "There has been a drop in the number of coronavirus new cases.",
"lg": "Famire yapangisizza yinginiya addaabirize emu ku kkamera yaabwe ey'ebyokwerinda."
} |
{
"en": "Why would a road be blocked?",
"lg": "Omukulembeze yakubibwa amayinja okutuusa lwe yafa."
} | {
"en": "\"You look tired, you need to rest.\"",
"lg": "\"Olabika ng'akooye, weetaaga okuwummula.\""
} | {
"en": "My brothers are so eager to watch the match.",
"lg": "Abantu abakwatibwa ekirwadde kya korona bakendedde obungi."
} |
{
"en": "Many former soldiers felt secure enough to return to their homes.",
"lg": "Ttiimu yaffe ey'omupiira eyiseemu ku mpaka z'eggwanga omulundi ogusooka."
} | {
"en": "That man was arrested for stealing a chicken.",
"lg": "Omusajja oyo bamukutte lwa kubba nkoko."
} | {
"en": "Poverty is the key cause of child marriage.",
"lg": "Bannyinaze beesunze okulaba omuzannyo."
} |
{
"en": "The leader was stoned to death.",
"lg": "Oludda oluvuganya luganyulwa mu bumu bw'ekibiina n'olwekyo ensonga zirina okuttaanyizibwa."
} | {
"en": "Many youths in the country are unemployed.",
"lg": "Abavubuka bangi mu ggwanga tebalina mirimu."
} | {
"en": "The girls sang very well at the concert.",
"lg": "Obwavu bwe businga okuviirako abaana abato okufumbirwa."
} |
{
"en": "Our football team has qualified for the national league for the first time.",
"lg": "Ettaka eryo nnaligula obukadde ataano eza siringi za Uganda."
} | {
"en": "We are going to climb that mountain.",
"lg": "Tugenda kuwalampa olusozi olwo."
} | {
"en": "Some politicians said that the police is working with criminals.",
"lg": "Abawala baayimba bulungi mu kivvulu."
} |
{
"en": "The opposition is taking advantage of the party's togetherness so the issues must be addressed.",
"lg": "Ssetendekero ezisinga mu Uganda zifulumya bayinginiya ebeekibogwe ."
} | {
"en": "The country is to vaccinate people against the coronavirus disease.",
"lg": "Eggwanga lya kugema abantu ekirwadde kya kkolona."
} | {
"en": "India has one of the best healthcare systems in the world.",
"lg": "Bannabyabufuzi abamu baagamba nti abapoliisi bakolagana n'abazzi b'emisango."
} |
{
"en": "I bought that land for fifty million Ugandan shillings.",
"lg": "Empologoma zirina amannyo amanene ate nga moogi."
} | {
"en": "All students were advised to sleep under treated mosquito nets.",
"lg": "Abayizi bonna baakubirizibwa okusula mu katimba k'ensiri."
} | {
"en": "My friend's family organized a fundraising drive to raise money for her liver operation.",
"lg": "India erina egimu ku miyungiro gy'ebyobulamu egisinga obulungi mu nsi yonna."
} |
{
"en": "Most universities in Uganda are producing fake engineers.",
"lg": "Ebiruubirira bya bbanka eno kwe kutumbula obulamu bw'abantu babulijjo."
} | {
"en": "He has earned a lot of money through photography.",
"lg": "Afunye ssente nnyingi mu kukuba ebifaananyi."
} | {
"en": "Do all you can to achieve what you desire.",
"lg": "Ab'omu maka ga mukwano gwange baakola enteekateeka ey'okumusondera ssente alongosebwe ekibumba."
} |
{
"en": "Lions have big sharp teeth.",
"lg": "Bye yawandiika byafulumira mu magazini y'essomero."
} | {
"en": "Many candidates contested for the Member of Parliament seat in our district.",
"lg": "Abeesimbawo bangi baavuganya ku kifo ky'Omukiise wa Paalimenti mu disitulikiti waffe."
} | {
"en": "Youths need to be supported in developing their lives.",
"lg": "Kola kyonna ky'osobola okutuukiriza ekyo ky'oyaayaanira."
} |
{
"en": "This bank's goal is to improve the lives of the common people.",
"lg": "Amalwaliro geetaaga okweyambisa tekinologiya okusobola okulongoosa mu mpeereza yaago."
} | {
"en": "Social events were held to fundraise for the actual jubilee.",
"lg": "Emikolo gi mugattabantu gyakolebea okusonderako ssente za jubireewo"
} | {
"en": "One needs to be very attentive when playing chess.",
"lg": "Abavubuka beetaaga okuyambibwa mu kukulaakulanya obulamu bwabwe"
} |
{
"en": "Her article was published in the school magazine.",
"lg": "Emu ku ntebe ezo erina omusumaali ogusobola okuyuza engoye zammwe."
} | {
"en": "Our deadline is approaching.",
"lg": "Olunaku lw'essalira lusembedde."
} | {
"en": "You must work hard to get somewhere in life.",
"lg": "Omuntu yeetaaga okussaayo ennyo omwoyo ng'azannya cceesi."
} |
{
"en": "Hospitals need to adopt to the use of technology to improve service delivery",
"lg": "Ekyo kibasobozesa okuleetera abantu okubassaako ebirowoozo."
} | {
"en": "What did you learn from church today?",
"lg": "Kiki kye wayize mu kkanisa leero?"
} | {
"en": "The room was very disorganized.",
"lg": "Olina okukola ennyo okubaako ne w'otuuka mu bulamu."
} |
{
"en": "One of those chairs has a nail that can tear your clothes.",
"lg": "Emmere ntono mu Bukiikakkono bwa Uganda olw'ekyeya."
} | {
"en": "That island is only accessible by boat.",
"lg": "Ekizinga ekyo kituukikako na lyato lyokka."
} | {
"en": "Where are you going at this time?",
"lg": "Ekisenge kyali kikyankalamu nnyo."
} |
{
"en": "That allows them to capture the masses.",
"lg": "Obuyambi obusinga bulina kuteekebwa mu kunoonyereza ku byobulima okusobola okulaba nti waliwo emmere emala."
} | {
"en": "She is a disciplined girl.",
"lg": "Muwala wa mpisa."
} | {
"en": "The chairman promised to find a solution to the problem.",
"lg": "Ogenda wa ku ssaawa eno?"
} |
{
"en": "There's less food in Northern Uganda because of the dry weather.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Food was distributed to several parts of the country in the first lockdown.",
"lg": "Mu muggalo ogwayita emmere yagabibwa mu bitundu by'eggwanga ebitali bimu."
} | {
"en": "I failed to sleep last night.",
"lg": "Ssentebe yasuubizza okuzuula ekinaagonjoola ekizibu."
} |
{
"en": "More funds should be allocated to Agricultural research to ensure food security.",
"lg": "Leero nkoze ku bantu bangi."
} | {
"en": "A family of three people has perished in a motorcycle accident.",
"lg": "Abantu basatu okuva mu nju emu baafiiridde mu kabenje ka ppikipiki."
} | {
"en": "We prepare for what is yet to come.",
"lg": "Nalemereddwa okwebaka ekiro ekyayise."
} |
{
"en": "Our leader was taken by soldiers to an unknown location.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The lady divorced her husband.",
"lg": "Omukazi yayawukanye be bbaawe."
} | {
"en": "My father was born in Kampala.",
"lg": "Twetegekera ekyo ekinaatera okujja."
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.