test dict | train dict | val dict |
|---|---|---|
{
"en": "Australia and America are two different countries.",
"lg": "Ekyuma ekyo kirina ebikikola bingi."
} | {
"en": "People need a place where they can participate in sports activities.",
"lg": "Mukuttu ki omugattabantu gw'okozesa?"
} | {
"en": "The nurse is back.",
"lg": "Okukuba n'okusamba abantu kitwalibwa ng'ebikolwa by'effujjo."
} |
{
"en": "Arua town should be kept clean.",
"lg": "Abakungu ababiri abavuganya baayimiriza kampeyini zaabwe."
} | {
"en": "Which social media platforms do you use?",
"lg": "Bajjajjange baalina ebyobugagga bingi."
} | {
"en": "How much capital do I need to start a hardware business?",
"lg": "Omusawo akomyewo."
} |
{
"en": "The device has many components.",
"lg": "Mu budde bwa kaafiyu enguudo tezibaako kkerere mungi."
} | {
"en": "My grandparents had alot of property.",
"lg": "Bannabitone bangi abali ku ddaala 'y'ensi yonna boolesezzaako mu Uganda."
} | {
"en": "The children were kidnapped on their way home.",
"lg": "Neetaaga ssente mmeka okutandika edduuka eritunda ebizimbisibwa?"
} |
{
"en": "The two rival officials suspended their campaigns.",
"lg": "Ayambala empale ezimutuuka."
} | {
"en": "Several international artists have performed in Uganda.",
"lg": "Kkampuni erina ebigendererwa bitaano byokka."
} | {
"en": "They are the future doctors for the country.",
"lg": "Abaana baawambibwa nga baddayo ewaka."
} |
{
"en": "The streets are less noisy during the curfew hours.",
"lg": "Akoze bulungi mu mwaka gwe ogusoose nga ye dayirekita w'essomero."
} | {
"en": "The company has only five objectives.",
"lg": "Yakuba pulezidenti ekifaananyi."
} | {
"en": "There is a long distance between the two towns.",
"lg": "Be ba dokita b'eggwanga ab'enkya."
} |
{
"en": "He wears fitting trousers.",
"lg": "Ajja kwogera ne munnamawulire."
} | {
"en": "He took a photograph of the president.",
"lg": "Omuzannyo gw'omupiira gulina kumala ddakiika kyenda."
} | {
"en": "The animals destroyed the food that was in the garden.",
"lg": "Waliwo olugendo luwanvu wakati w'ebibuga ebibiri."
} |
{
"en": "She has kept a high profile during her first year as a school director.",
"lg": "Endagaano empya tezinnakolebwako."
} | {
"en": "A standard football game is ninety minutes long.",
"lg": "Gavumenti ya Uganda ebunyisizza amasannyalaze mu byalo."
} | {
"en": "One of the presidential candidates is the Member of Parliament for Kyadondo East Constituency.",
"lg": "Ebisolo byayonoona emmere eyali mu nnimiro."
} |
{
"en": "She will talk to the journalist.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The government of Uganda has extended power supply in rural areas.",
"lg": "Beekweka mu mpuku."
} | {
"en": "Tell me what you saw in the city.",
"lg": "Omu ku beesimbyewo ku kifo ky'obwa pulezidenti Akiikirira Kyaddondo ey'Obuvanjuba mu paalimenti."
} |
{
"en": "The new contracts are still pending.",
"lg": "Kati okusoomooza okusinga obunene kw'alina kwe kwanganga embeera eyo."
} | {
"en": "They hid under the cave.",
"lg": "Teweeranga muntu yenna aliko obulemu."
} | {
"en": "The organization will fall if all employees don't work together.",
"lg": "Mbulira kye walabye mu kibuga."
} |
{
"en": "She talks to her best friend every day.",
"lg": "Poliisi yakubira abantu omulanga okugitegeeza ebikwata ku muntu ateeberezebwa."
} | {
"en": "Never avoid someone with a disability.",
"lg": "Poliisi yalina okusindika abantu okubaggya mu kkubo okusobola okutuuka ewaali abagudde ku kabenje."
} | {
"en": "Why should one speak to the press?",
"lg": "Ekibiina kijja kugwa abakozi bonna bwe batakolera wamu."
} |
{
"en": "Now his toughest challenge is to live up to the task.",
"lg": "Akakiiko akagaba emirimu kalina mugaso ki?"
} | {
"en": "The police had to push people out of the way to access the accident victims.",
"lg": "Kaweefube wa kitundu okukulaakulanya essomero."
} | {
"en": "His long hair falls on the back.",
"lg": "Lwaki omuntu ayogera eri bannamawulire?"
} |
{
"en": "The police called upon the public to provide information about the suspects.",
"lg": "Okuyikuula eby'obugagga eby'omuttaka kye kimu ku biyambye Uganda okukulaakulana."
} | {
"en": "ItÕs a community effort to develop a school.",
"lg": "Abeesimbawo ku bubaka wab Paalamenti baali bavunaanibwa emisango."
} | {
"en": "People will be educated on how they should live a healthy life.",
"lg": "Enviiri ze empanvu zigwa ku mugongo."
} |
{
"en": "What is the function of the human resource department?",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Twenty percent of candidates for parliament were facing criminal charges.",
"lg": "Ebimu ku bintu by'omuyimbi eyafa tebirabika."
} | {
"en": "My big sisters wanted to stay in America for a few more years.",
"lg": "Abantu bajja kusomesebwa ku ngeri gye balina okuwangaala mu bulamu obulungi."
} |
{
"en": "The mining industry has contributed to the growth and development of Uganda.",
"lg": "Uganda egganyulwa etya mu bamu ku abo b'ekolagana nayo?"
} | {
"en": "Some of the late musician's things are missing.",
"lg": "Bakasitoma ba Centenary Bank baweebwa ebirabo olw'okukozesa cente visa ne centre agents."
} | {
"en": "We shall cook meat today.",
"lg": "Bakulu bange abawala/bannyinaze baali baagala okugira nga basigala mu Amerika emyaka emirala emitonotono."
} |
{
"en": "His father and mother were local builders.",
"lg": "Akyajukirwa nnyo olw'ebintu bye yatuukako."
} | {
"en": "Centenary Bank customers are rewarded for transacting using cente visa and cente agents.",
"lg": "Kya bulabe okutambula wekka ekiro."
} | {
"en": "We gave her a bunch of flowers.",
"lg": "Leero tugenda kufumba nnyama."
} |
{
"en": "How does Uganda benefit from some of its partnerships?",
"lg": "Eggye lya Uganda National Liberation Front lyakolawo gavumenti ey'ekimpatiira."
} | {
"en": "It is not safe to move alone at night.",
"lg": "Muwala we yazaala abalongo omulundi ogwokubiri."
} | {
"en": "There is a high risk of diseases in refugee camps because of poor sanitation.",
"lg": "Twamuwa ekinywa ky'ebimuli."
} |
{
"en": "He is still greatly celebrated because of his achievements.",
"lg": "Kkampuni yakirizibwa okukola emirimu gyayo awatali nnyo kutaataaganyizibwa gavumenti."
} | {
"en": "His daughter gave birth to twins for the second time.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Most shops do not sell original hair extensions.",
"lg": "Waliwo obulabe bw'okufuna endwadde mu nkambi z'ababudami olw'ebyobuyonjo ebibi."
} |
{
"en": "The Uganda National Liberation Front formed a temporary government.",
"lg": "Obulamu bwe bwalongooka bwe yafuna omulimu."
} | {
"en": "Her mother is a tailor.",
"lg": "Waabaddeyo ebbugumu emisana naye ekiro kyabadde kinnyogovu."
} | {
"en": "The dead man had been killed by a policeman.",
"lg": "Amaduuka agasinga tegatunda buviiri bukookerwako bwennyini."
} |
{
"en": "The company was allowed to conduct its activities without much government interference.",
"lg": "Olina okufuna akatimba k'ensiri okuva mu gavumenti."
} | {
"en": "It was hot during the day but the night was cold.",
"lg": "Bannansi bangi bategeera abakazi nga bannaddiini ab'omugaso era abakulembeze b'ebitundu."
} | {
"en": "It is healthy for a human being to drink water on a daily basis.",
"lg": "Omusajja eyafa yali yattibwa mupoliisi."
} |
{
"en": "Her life improved when she got a job.",
"lg": "Wooteeri ezimu za bbeeyi."
} | {
"en": "Many citizens recognize women as important religious and community leaders.",
"lg": "Abantu bajja kusiima omulimu omulungi gw'okolera ekitundu."
} | {
"en": "There is no money for compensation.",
"lg": "Kirungi omuntu okunywa amazzi buli lunaku."
} |
{
"en": "You should receive a mosquito net from the government.",
"lg": "Buli omu eyali mu kifo yeesunga okulaba ebigenda okukolebwa."
} | {
"en": "People will appreciate the good work you do for the society.",
"lg": "Abantu amakumi abiri bokka be baayitibwa ku mukolo gw'embagga ye."
} | {
"en": "The company has changed the way business is done in Uganda.",
"lg": "Tewaliwo ssente za kuliyirira."
} |
{
"en": "Some hotels are very expensive.",
"lg": "Ebibira ebisinga obungi mu Uganda byonooneddwa."
} | {
"en": "Only twenty people were invited to the wedding ceremony.",
"lg": "Ogenda budde ki mu kibuga?"
} | {
"en": "The government is fundraising money to buy insecticides.",
"lg": "Kkampuni ekyusizza engeri bisinensi gy'etambuzibwamu mu Uganda."
} |
{
"en": "Everyone at the venue was excited to see the performances.",
"lg": "Abakungu b'ebyenjigiriza bajja kuba balambula amasomero obudde bwonna okuva kati."
} | {
"en": "What time are you going to town?",
"lg": "Yagamba nti yagenda mu maaso n'okufuna abagenyi mu makaage."
} | {
"en": "He is one of the crime preventers.",
"lg": "Gavumenti eri mu kusonda ssente ez'okugula eddagala ly'okufuuyira obuwuka."
} |
{
"en": "Most forests in Uganda have been destroyed.",
"lg": "Omukulembeze yatambulira ku maanyi ga ssentebe w'ekibiina kye eky'ebyobufuzi okusobola okumatiza abagoberezi be."
} | {
"en": "She said that she kept receiving visitors at her home.",
"lg": "Kya butonde abantu okwagala obuwangwa bwabwe okusinga obuwangwa obulala."
} | {
"en": "Uganda Breweries a subsidiary of Diageo has adopted this ambitious goal.",
"lg": "Y'omu ku baziyiza obuzzi bw'emisango."
} |
{
"en": "The education officers shall be supervising schools anytime from now.",
"lg": "Obunnyogovu bwali bungi wabweru."
} | {
"en": "It is natural for people to appreciate their cultures better than other cultures.",
"lg": "Abakulembeze b'ebyobuwangwa ab'enjawulo baabaddeyo ku mukolo."
} | {
"en": "Police continues to arrest top politicians in the country.",
"lg": "Uganda Breweries ekitundu ku Diageo yeddiza ekigendererwa kino."
} |
{
"en": "The leader rode on the power of his political party chairman to work for his crowd.",
"lg": "Nnafuna obubaka bw'essimu ku byonna ebyakolebwa ku akaawunti yange eya bbanka."
} | {
"en": "Different cultural leaders attended the function.",
"lg": "Yabbye omutwalo gumu ogwa siringi okuva mu waleti yange."
} | {
"en": "Anyone can celebrate anything.",
"lg": "Poliisi ekyakwata bannabyabufuzi ab'amaanyi mu ggwanga."
} |
{
"en": "It was too cold out there.",
"lg": "Wadduka kilommita mmeka?"
} | {
"en": "He stole ten thousand shillings from my wallet.",
"lg": "Ekitongole kyasitukiramu bwe kyalaba embeera y'obwavu nga yeetooloolera mu bantu."
} | {
"en": "The school Chaplain led us in prayer at the assembly.",
"lg": "Omuntu yenna asobola okujaguza ekintu kyonna."
} |
{
"en": "I received text messages about all transactions done on my bank account.",
"lg": "Tewali n'omu ku Bakiise mu Paalimenti okuva mu disitulikiti eyo ali mu kibiina ky'ebyobufuzi ekiri mu buyinza."
} | {
"en": "The organisation acted when they saw the poor conditions prevailing around the people.",
"lg": "Abantu baalabulwa obutaddamu kuyigga mu bifo ebikuumibwamu ebisolo."
} | {
"en": "Access to health care services is important to good health.",
"lg": "Omubuulizi w'essomero yatukulembeddemu mu kusaba ku paleedi."
} |
{
"en": "How many kilometers did you run?",
"lg": "nan"
} | {
"en": "People were warned against poaching in game reserves.",
"lg": "Teyafuna kifi kya nnyama."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Okufuna obujjanjabi kya mugaso eri obulamu obulungi."
} |
{
"en": "None of the Members of Parliament from that district belongs to the ruling party.",
"lg": "Yawolereza muganda we newankubadde amazima gonna gaamulagibwa."
} | {
"en": "He missed out on the piece of meat.",
"lg": "Ekkadiyizo ly'Eggwanga lya Uganda lye lisinga obukaddde mu Afirika ey'Obuvanjuba."
} | {
"en": "They will get money at a very low-interest rate.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The rugby match is happening at the rugby grounds today in the afternoon.",
"lg": "Omukulembeze w'ebyobufuzi mu Burundi yafa akawuka ka kkolona."
} | {
"en": "The Uganda National Museum is the oldest in East Africa.",
"lg": "Enguudo ennungi zanguyizza entambula y'abalambuzi okwetoloola eggwanga."
} | {
"en": "He is a freedom fighter.",
"lg": "Bajja kufuna ssente ku bisale by'amagoba ebitono ddala."
} |
{
"en": "He defended his brother despite all the facts presented before him.",
"lg": "Mukyala wange yabadde ebirowoozo abimalidde ku ttivvi n'okutuuka obutampulira nga nkonkona."
} | {
"en": "Good roads have eased the movement of tourists around the country.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Women should be empowered in income generating activities.",
"lg": "Mulwanirizi wa ddembe."
} |
{
"en": "A political leader in Burundi succumbed to coronavirus.",
"lg": "Yali alowooza ku bintu byonna bye yali agenda okugula."
} | {
"en": "What were you doing?",
"lg": "Yeesala mu butanwa bwe yali awaata."
} | {
"en": "Children in refugee camps should get an education like normal citizens",
"lg": "Abakyala bateekeddwa okuddizibwamu amaanyi mu mirimu egireeta ensimbi."
} |
{
"en": "My wife was so taken up by the television that she did not hear me knocking.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "She accidentally cut her finger while she was peeling.",
"lg": "Mu kiseera ekyo gwamanyibwa ng'omugendo."
} | {
"en": "The majority of the people celebrated his return.",
"lg": "Abaana mu nkambi z'abanoonyiboobubudamu balina okutuusibwako ebyenjigiriza nga bannansi"
} |
{
"en": "He was thinking about all the things he was going to buy.",
"lg": "Yalemwa okumira emmere olw'amabwa mu kamwa."
} | {
"en": "It was then known as the Movement.",
"lg": "Lwaki yadduka awaka?"
} | {
"en": "My husband has been in the music industry for eleven years.",
"lg": "Abantu abasinga baajaguza nnyo ng'akomyewo."
} |
{
"en": "That magazine has just published its six thousandth edition.",
"lg": "Ttiimu y'omupiira gw'ebigere ey'abakyala ey'eggwanga yawangula empaka z'ekitundu omwaka oguwedde."
} | {
"en": "Why did he run away from home?",
"lg": "Omuwala eyataasizza banne omuliro yafudde nga muzira."
} | {
"en": "Refugees came to Uganda as a result of conflicts in their home countries.",
"lg": "Omwami wange okuyimba akumazeemu emyaka kkumi na gumu."
} |
{
"en": "She failed to swallow the food because of the wounds in her mouth.",
"lg": "Baalemererwa okukozesa ebyabatonerwa."
} | {
"en": "The girl that saved other students from the fire died as a hero.",
"lg": "Abakazi abasoba mu bitundu kinaana ku kikumi mu ggwanga babbaabwe balina abakyala abalala ab'enjawulo."
} | {
"en": "He failed to solve the mathematics question the teacher gave him.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu bajja mu Uganda olw'entalo mu nsi zaabwe."
} |
{
"en": "The women's national football team won the regional tournament last year.",
"lg": "Kkampuni zisiima era ne ziwa ebirabo abo abanywedde mu bannaabwe akendo mu kukola emirimu."
} | {
"en": "Over eight percent of the women in the country are in a polygamous relationship.",
"lg": "Yakomawo mu Uganda omwaka oguwedde okuvuganya ku bwa pulezidenti."
} | {
"en": "We go to church every Sunday morning.",
"lg": "Yalemererwa okukola ekibuuzo ky'okubala omusomesa kye yamuwa."
} |
{
"en": "They failed to use their donations.",
"lg": "Abantu basomesebwa ku by'enfuna."
} | {
"en": "He returned to Uganda last year to contest for the presidency.",
"lg": "Waliyo emmere nnyingi mu katale."
} | {
"en": "Change of regime affects the outgoing leaders as most go into exile",
"lg": "Tugenda ku kkanisa buli Lwassande ku makya."
} |
{
"en": "Companies recognize and reward the best employees.",
"lg": "Amakomera galina okuggalwa."
} | {
"en": "There is a lot of food in the market.",
"lg": "Ayagala okulaba omupiira."
} | {
"en": "Someone uprooted my cassava when we were sleeping.",
"lg": "Okukyusa ekisanja kikosa abakulembeze abavaako kuba abamu bagenda mu buwanganguse."
} |
{
"en": "People were sensitized about the economy.",
"lg": "Abaana balina okutangirwa omuliro."
} | {
"en": "He loves watching football.",
"lg": "Okukuza omwana obulungi kivaamu ebirungi."
} | {
"en": "I cleaned the house alone.",
"lg": "Waliwo eyakudde muwogo wange nga twebase."
} |
{
"en": "The prison facility should be closed.",
"lg": "Pulezidenti ayimirizza okutambula kw'ebidduka eby'olukale."
} | {
"en": "Proper upbringing of a child yields good results.",
"lg": "Tanzania yategeeza nga bwe yali erina ensonga nnyingi ze yali ekwasaganya mu kiseera ekyo."
} | {
"en": "Roads need proper maintenance.",
"lg": "Ennyumba nnagirongoosa nzekka."
} |
{
"en": "Children must be protected from fire.",
"lg": "Njagala okulaba ffirimu eziyigiriza."
} | {
"en": "Tanzania said they had a lot to deal with at that moment.",
"lg": "Okuzannya kuyamba obwongo bw'abaana okukola obulungi."
} | {
"en": "She prayed to God after being diagnosed with cancer.",
"lg": "Enguudo zeetaaga okulabirirwa obulungi."
} |
{
"en": "The president has stopped the movement of public vehicles.",
"lg": "Uganda eweza omuwendo gw'abaana abaakonziba ebitundu nsanvu mu mwenda ku kikumi."
} | {
"en": "Playing helps children to develop healthy brains.",
"lg": "Teyagenze ku ssomero leero."
} | {
"en": "Parliamentarians voted for the new speaker of parliament.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "I love watching educational movies.",
"lg": "Gavumenti ekubiriza abantu baayo okusimba ebika by'ebirime ebisukka mu kimu."
} | {
"en": "He did not go to school today.",
"lg": "Omubaka wa paalamenti ayambye abantu okukuuma ettaka lyabwe."
} | {
"en": "The askari noticed everyone that entered through the gate.",
"lg": "Ababaka ba palamenti baalonda omukubiriza wa palamenti omuppya."
} |
{
"en": "Uganda has a score of seventy-nine percent for stunted children.",
"lg": "Siri muwagizi w'akapiira k'ebigere."
} | {
"en": "The member of parliament has helped people to protect their land.",
"lg": "Leka nkulabe mu ddakiika amakumi abiri."
} | {
"en": "The airline took another route to Kilimanjaro International Airport hence completing the first phase.",
"lg": "Omukuumi yategeera buli omu eyayingira ng'ayita mu wankaaki."
} |
{
"en": "The government encourages its people to plant more than one variety of crops.",
"lg": "Abasibe baajaguza ssekukkulu mu ngeri ey'enjawulo omwaka oguwedde."
} | {
"en": "Let me see you in twenty minutes.",
"lg": "Si buli muntu nti ateekeddwa okwetaba mu kuyisa embalirira."
} | {
"en": "Some people fear borrowing loans from the bank.",
"lg": "Ennyonyi era yagenze ku kisaawe ky'ennyonyi ekya Kilimanjaro international Airport olwo n'eggusa olugendo lwayo olwasoose."
} |
{
"en": "I am not a fan of football.",
"lg": "\"Mu Uganda, abanoonyi b'obubudamo balina eddembe okufuna obuyigirize, okukola, okuba n'ebintu ebyabwe ku bwaabwe n'okufuna obujjanjabi.\""
} | {
"en": "Not everyone is supposed to be involved in passing the budget",
"lg": "Ebibinja by'abantu abangi n'ebifo by'omujjuzo birina okwewalibwa okutangira obulabe okusaasaana."
} | {
"en": "My grandmother keeps her walking stick in the kitchen.",
"lg": "Abantu abamu batya okwewola ssente mu bbanka."
} |
{
"en": "The prisoners celebrated Christmas in a special way last year.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Large crowds and crowded places should be avoided to prevent the illness spread.",
"lg": "Ensimbi zassibwawo okusobola okudduukirira abantu n'ebyetaago."
} | {
"en": "The district leaders have not responded to our demands.",
"lg": "Jjajja omukazi omuggo gwe gw'atambuza agutereka mu ffumbiro."
} |
{
"en": "\"In Uganda, refugees have a right to education, work, private property, and healthcare.\"",
"lg": "Siwulira ng'ayagala okugenda ku mulimu olwaleero."
} | {
"en": "Funds were allocated to provide relief items to the people.",
"lg": "Embaga yaabwe yali nnungi nnyo."
} | {
"en": "The meeting ended early.",
"lg": "Abakulembeze ba disitulikiti tebannaba kutuddamu ku byetaago byaffe."
} |
{
"en": "The jerrycan was too heavy for her to lift.",
"lg": "Abantu abatafaayo ku biragiro bya pulezidenti baalabulwa."
} | {
"en": "Their wedding was very beautiful.",
"lg": "Munnabizineesi era aba mukozi wa bintu."
} | {
"en": "Landowners need to be protected.",
"lg": "Olukiiko lwawedde mangu."
} |
{
"en": "I do not feel like going to work today.",
"lg": "Ali kitundu ku famire yo?"
} | {
"en": "A business person is also a manufacturer.",
"lg": "Ffeesi y'omusajja omukadde ejjudde enkanyanya."
} | {
"en": "Many tea estates were sold to private individuals by the departed Asians' Property Custodian Board.",
"lg": "Bannannyini ttaka beetaaga okukuumibwa."
} |
{
"en": "The people who did not heed the presidential directives were warned.",
"lg": "Okwolesa mu Kampala kuyita okwogerezeganya ku ngeri bannabisiige gye basobola okufulumyamu ebisiige."
} | {
"en": "The old man's face is full of wrinkles.",
"lg": "Twakozesezza bbaasi okutambula okuva ewaka okudda ku ssomero ."
} | {
"en": "Mining revenues have increased over time.",
"lg": "Olukiiko Oluddukanya Ebintu by'Abayindi Abaava mu ggwanga lwatunda amasamba g'amajaani mangi eri abantu ssekinnoomu."
} |
{
"en": "Is she part of your family?",
"lg": "Emmundu zaanunuddwa oluvannyuma lw'okufuna obubaka bw'omutuuze."
} | {
"en": "We used the bus to travel from home to school.",
"lg": "Ttiimu y'omupiira gw'ebigere teteebye ggoolo yonna mu mipiira egisembyeyo."
} | {
"en": "The organization oversees the country's coffee industry.",
"lg": "Ensibi ezikuŋŋaanyizibwa okuva mu kusima ebyobugagga eby'omu ttaka zigenze zeeyongera buli kiseera ekiyitawo."
} |
{
"en": "The show in Kampala invites conversations on how artists can produce art.",
"lg": "Okuyonsa kuwa omwana ebirungo byonna bye yeetaaga okukula n'okubeera omulamu."
} | {
"en": "The football team has not scored a goal in any of the last games.",
"lg": "Poliisi yazingako amaka g'ateeberezebwa."
} | {
"en": "You should stand upright when measuring your height.",
"lg": "Ekitongole kirabirira eby'emmwaanyi mu ggwanga."
} |
{
"en": "The guns were received after they received a resident tip.",
"lg": "Baamubise ku mikutu gya laadiyo gyonna mu Uganda."
} | {
"en": "The police raided the home of the suspect.",
"lg": "Eddwaliro lirina essinzizo lyalyo."
} | {
"en": "He gave a report about the land amendment bill.",
"lg": "Olina okuyimirira busimbalaala ng'opima obuwanvu bwo."
} |
{
"en": "Breastfeeding provides all the nutrients a baby needs to grow and be healthy.",
"lg": "\"Ku lw'ensonga z'ebyokwerinda, abantu tebasobola kusenza bagwira mu maka gaabwe.\""
} | {
"en": "The hospital has its own chaper.",
"lg": "Kulaani kye kitabo ekitukuvu eky'abasiraamu."
} | {
"en": "Different tribes have different cultures.",
"lg": "Yawa alipoota ekwata ku nnoongoosereza mu tteeka ly'ettaka."
} |
{
"en": "They announced his death on every radio station in Uganda.",
"lg": "Annywa omwenge buli kawungeezi."
} | {
"en": "The Quran is the holy book for Muslims.",
"lg": "Kyatutwalidde essaawa eziwerako okumaliriza omulimu."
} | {
"en": "How are beans planted?",
"lg": "Amawanga ag'enjawulo galina eby'obuwangwa bya njawulo."
} |
{
"en": "\"For security reasons, people cannot host strangers in their homes.\"",
"lg": "Taata wo yakukkirizza okugenda ku kabaga?"
} | {
"en": "It took us several hours to finish the task.",
"lg": "Abazadde bateekeddwa okwekaliriza n'okuzuula ebitone by'abaana baabwe."
} | {
"en": "The army for so long has been accused of torturing citizens on lakes.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "He drinks alcohol every evening.",
"lg": "Omwalo gukozesebwa ng'entabiro y'obusuubuzi bw'ebyennyanja."
} | {
"en": "Parents should observe and identify their children's talents.",
"lg": "Onaakomawo nga bukyali?"
} | {
"en": "I am going to the airport.",
"lg": "Amagye gavunaaniddwa entakera olw'okutulugunya bannansi ababeera ku nnyanja."
} |
{
"en": "Did your father allow you to go to the party?",
"lg": "Yasibibwa olw'okulya enguzi n'okukozesa obubi woofiisi ye."
} | {
"en": "Will you come back early?",
"lg": "Yatondawo gavumenti ey'ekibiina ekimu."
} | {
"en": "His initial statement about the murder differs from his recent one.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The landing site is used as a center for fish trade.",
"lg": "Ttiimu yeetaaga ssente ez'okukozesa mu kiseera ky'empaka."
} | {
"en": "He created a single-party state.",
"lg": "Abalonzi obukadde kkumi na mukaaga baali wansi w'emyaka kkumi na munaana."
} | {
"en": "Heartbreaks cause stress and depression.",
"lg": "Bye yasooka okwogera ku ttemu eryo byawukana ku ebyo by'ayogera kati."
} |
{
"en": "She was arrested for bribery and poor use of her office.",
"lg": "Endwadde zisaasaana mangu mu bitundu by'omugotteko"
} | {
"en": "Sixteen million voters were below eighteen years.",
"lg": "Batabani be ababiri bazannyira ttiimu y'eggwanga ey'omupiira gw'ebigere."
} | {
"en": "Borrowing is not bad but please when you borrow pay it back.",
"lg": "Okumenyeka omutima kuviirako omuntu okwenyamira."
} |
{
"en": "The team needs money to support them during the competitions.",
"lg": "Ebyennyanja nsibuko y'ekirungo ekizimba omubiri."
} | {
"en": "His two sons play for the national football team.",
"lg": "Abaana bonna bajja kugemebwa ku bwereere."
} | {
"en": "At what time is the boxing match starting?",
"lg": "Okwewola si kubi naye bambi bwe weewola sasula."
} |
{
"en": "Diseases spread fast in slums.",
"lg": "Yayogerako eri munnamawulire ku bye yayitamu."
} | {
"en": "All children will be immunized free of charge.",
"lg": "Kituufu nti abafumbo balina ebizibu bingi?"
} | {
"en": "Can the police be over powered?",
"lg": "Ebikonde bitandika ku ssaawa mmeka?"
} |
{
"en": "Fish are a source of proteins.",
"lg": "Okulwanira ebifo bya waggulu ku lukalala lw'ababaka ba Paalamenti kyanditongoza enguzi."
} | {
"en": "Is it true that married people have a lot of problems?",
"lg": "Abatambuze baakakibwa okusigala mu wooteeri."
} | {
"en": "The Ministry of Health informed Ugandans about the dangers of coronavirus disease.",
"lg": "Poliisi esobola okusingibwa amaanyi?"
} |
{
"en": "He spoke to a journalist about his experience.",
"lg": "Omuddo oguli mu luggya muwanvu."
} | {
"en": "Travelers were forced to stay in the hotel.",
"lg": "Kizibu nnyo okulwanisa bayeekera mu bitundu by'ebibira."
} | {
"en": "Pupils have abandoned school for business activities.",
"lg": "Ekitongole ky'eby'obulamu kyategeeza Bannayuganda ku kabi akali ku kirwadde kya korona."
} |
{
"en": "The jockeying for top slots on the list of parliamentarians would centralize corruption.",
"lg": "Disitulikiti ejja kugabanya ensimbi okusinziira ku byetaago by'ekitundu."
} | {
"en": "It is very hard to fight rebers in forested areas.",
"lg": "Tetukyalinawo kafo kamala mu luggya lwaffe."
} | {
"en": "People are to follow orders from the police.",
"lg": "Abaana basuddewo okusoma ne badda mu bizinensi."
} |
{
"en": "The grass in the compound is long.",
"lg": "Abantu balina okusoma ebigobererwa mu kusoma by'eddembe ly'obuntu ku mitendera egisookerwako egy'ebyenjigiriza."
} | {
"en": "We no longer have enough space in our compound.",
"lg": "Ebibala ebisinga obungi biwoomerera."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Abantu balina okugoberera ebiragiro okuva eri poliisi."
} |
{
"en": "The district will allocate income based on the needs of society.",
"lg": "Agenda mu basamize."
} | {
"en": "Most of the fruits are sweet.",
"lg": "Tukyanoonya ssente endala."
} | {
"en": "Put on a face mask and prevent the spread of coronavirus .",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "People should study human rights syllabuses at lower levels of education.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "We are still looking for more money.",
"lg": "Abakyala n'abaana baatambudde olugendo oluwanvu okufuna amazzi amayonjo."
} | {
"en": "The current political situation in the country is so annoying.",
"lg": "Teekako masiki oziiyize okusaasaana kw'akawuka ka kolona."
} |
{
"en": "She goes to witch doctors.",
"lg": "Bajja kutandika okuzannya enkya."
} | {
"en": "Women and children walked for a long distance to get clean water.",
"lg": "Tetumanyi ngeri ki ennungi ey'okulaba nga pulojekiti eggwa."
} | {
"en": "Did you hear the cock crow at sunrise?",
"lg": "Embeera y'ebyobufuzi eriwo mu ggwanga enyiiza nnyo."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "Lwaki baagala afugeyo emyaka emirala?"
} | {
"en": "We do not know how best to get the project done.",
"lg": "Ndi musanyufu nnyo okukulaba."
} | {
"en": "\"After school, she threw away all her old books.\"",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "They will start playing tomorrow.",
"lg": "Abantu b'ekitundu si basanyufu olwa gavumenti okweddiza ettaka lyabwe nga tebaliiwo."
} | {
"en": "I am so pleased to see you.",
"lg": "Omulamuzi yangamba nzireyo eka."
} | {
"en": "The salesman demonstrated how to use the machine.",
"lg": "Oluvannyuma lw'okusoma yakasuka ebitabo bye byonna ebikadde."
} |
{
"en": "Why do they want him to rule for more years?",
"lg": "Ekirwadde kyakosa nnyo eby'obusuubuzi bw'ensi yonna."
} | {
"en": "The judge told me to go home.",
"lg": "Kimenya mateeka okutyoboola kuntulakita."
} | {
"en": "The army is very helpful in war.",
"lg": "Omutunzi yalaga engeri y'okukozesaamu ekyuma."
} |
{
"en": "The locals are not happy with the government for taking over their land in their absence.",
"lg": "Ennaku zino kizibu nnyo okusanga abantu nga bambadde embugo."
} | {
"en": "It is against the law to breach the terms of a contract.",
"lg": "Abantu tebagaala kuwandiisa ttaka lyabwe."
} | {
"en": "The government contributed money during the renovation of the Uganda martyrs' shrine.",
"lg": "Amagye gayambako nnyo mu lutalo."
} |
{
"en": "The pandemic negatively affected international trade.",
"lg": "Okuteeberezebwa kw'amafutta mu ggombolola kuviiriddeko obutakkaanya."
} | {
"en": "People dislike registering their land.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Smear your skin with vaseline.",
"lg": "Gavumenti yawaayo ensimbi mu kuddaabiriza ekiggwa ky'abajulizi."
} |
{
"en": "It is very difficult to find people wearing barkcloth these days.",
"lg": "Etteeka ly'ekkomo ku myaka lyayita mu mitendera mikyamu."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Ŋŋenda kukolera Kenya."
} | {
"en": "Some fishermen contracted the virus.",
"lg": "Wesiige ebizigo."
} |
{
"en": "The speculation of oil in the sub-county has encouraged the dispute.",
"lg": "Olutalo lwavaako biki mu Uganda?"
} | {
"en": "I am going to work from Kenya.",
"lg": "Abakyala b'embuto mu byalo batambula engendo empanvu okufuna ebyobulamu ebiri ku mutindo."
} | {
"en": "The child has drowned in the water stream.",
"lg": "Abavubi abamu baafuna akawuka."
} |
{
"en": "The age limit law was formed through a wrong process.",
"lg": "Twagala okuyigiriza abaana bo bonna okuwandiika n'okusoma."
} | {
"en": "Pregnant women in rural areas traver long distances to access quality health services.",
"lg": "Lwaki ontunuulira?"
} | {
"en": "Leaders and politicians at the district are incompetent.",
"lg": "Omwana abbidde mu mugga."
} |
{
"en": "What were the effects of the war in Uganda?",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Why are you looking at me?",
"lg": "Poliisi yali eyagala kugumbulula beekalakaasi nga ekuba amasasi mu bbanga."
} | {
"en": "Uganda has main sources of fish supply for both the domestic and export markets.",
"lg": "Abakulembeze ne bannabyabufuzi ku disitulikiti tebatuukiridde."
} |
{
"en": "We want to teach all your children how to read and write.",
"lg": "Pulezidenti ye yali omugenyi omukulu ku mukolo gw'okutongoza."
} | {
"en": "The police wanted to scare the rioters away by shooting bullets into the air.",
"lg": "Gwe akulira ekitongole?"
} | {
"en": "What is the cause for fights among Muslims in Uganda?",
"lg": "Uganda erina ebifo ebikulu omuva ebyennyanja eby'okutunda munda mu ggwanga munda ne mu butale obw'ebweru waalyo."
} |
{
"en": "\"On April 10, 2019, she was appointed as a member of the Board of Directors\"",
"lg": "Oteeseteese otya okugaggawala?"
} | {
"en": "Are you the department head?",
"lg": "Ebibuga biteekerwateekerwa."
} | {
"en": "I run every morning.",
"lg": "ki ekiviraako okulwanagana mu basiramu mu Uganda?"
} |
{
"en": "The president was the guest of honor at the groundbreaking ceremony.",
"lg": "Tuyinza kukola ki okusobola okulabirira obutonde bw'ensi?"
} | {
"en": "Cities are planned for.",
"lg": "Akakiiko akakulembera kalina okulongoosa okunonyereza kw'abakozi."
} | {
"en": "There is always a team that has to win in the tournament.",
"lg": "Nziruka buli kumakya."
} |
{
"en": "How do you plan to get rich?",
"lg": "Abakungu ba disitulikiti y'e Nebbi baagala emirembe n'okukkiriziganya mu bantu."
} | {
"en": "The management should improve administration investigation.",
"lg": "Ababbi baasambye oluggi lw'ekisenge kyange bwe baawulidde ebigere byange."
} | {
"en": "Lawyers act on behalf of their clients.",
"lg": "Walina okubaawo ttiimu erina okuwangula empaka."
} |
{
"en": "What should we do to nurture the environment?",
"lg": "Alongoosa oluggya olwo buli lunaku."
} | {
"en": "The thieves kicked the door to my bedroom when they heard my footsteps.",
"lg": "Disitulikiti ejja kusaka ensimbi okuva mu gavumenti."
} | {
"en": "African countries got their independence from their colonial masters in different years.",
"lg": "Ba puliida bakola ku lwabo be bawolereza."
} |
{
"en": "Nebbi district officials want to foster peace and reconciliation among the people.",
"lg": "Amenvu gavaamu omubisi omulungi."
} | {
"en": "The district will lobby for finances from the government.",
"lg": "Emmotoka yayimirira mbagirawo ente bwe yali esala ekkubo."
} | {
"en": "\"As a result of the lockdown, poverty levels have increased in Uganda.\"",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "He cleans that compound everyday.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The car suddenly stopped when a cow was crossing the road.",
"lg": "Maama alina essowaani nnyingi mu kkabada ye."
} | {
"en": "Come back and tell us more about yourself.",
"lg": "Obwavu bweyongedde mu Uganda olw'omuggalo."
} |
{
"en": "Bananas produce good juice.",
"lg": "Bizineensi ye ey'obwa bbulooka bw'amayumba n'ettaka tannagisasulira misolo."
} | {
"en": "My mother has many plates in her drawer.",
"lg": "Akakiiko ka munisipaali katumbudde engabanya y'amazzi mu bifo ebirimu abanoonyiboobubudamu."
} | {
"en": "Many Ugandans are underpaid.",
"lg": "Komawo otubuulire ebikukwatako."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "Yava mu buwaŋŋanguse mu Afirika Bukiikaddyo mu nkumi bbiri mu etaano."
} | {
"en": "The municipal council has improved water supply in refugee-hosting communities.",
"lg": "Abantu bava mu nsi yonna okulambula ensozi mu Uganda."
} | {
"en": "I eat oranges daily.",
"lg": "Bannayuganda abasinga obungi basasulwa kitono."
} |
{
"en": "He hasn't yet paid the taxes for his real estate business.",
"lg": "Ekitundu kya Busoga kye kisingamu abantu abasinga obwavu."
} | {
"en": "People come from all over the world to visit mountains in Uganda.",
"lg": "Ekidyeri kisomba emirundi esatu mu lunaku."
} | {
"en": "The suspect has died in the police custody.",
"lg": "Ndya emicungwa buli lunaku."
} |
{
"en": "He returned from exile in South Africa in two thousand five.",
"lg": "Kabaka yagenda mu buwaŋŋanguse."
} | {
"en": "The ferry makes three trips in a day.",
"lg": "Yali mu kunyolwa buli lwe yalowoozanga nti yandifiirwa mutabani we."
} | {
"en": "This attitude shows that Kagame feels that his government faces constant threats.",
"lg": "Ateeberezebwa okuzza omusango afiiridde mu kaduukulu ka poliisi."
} |
{
"en": "Busoga region has the highest poverty rates.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "She was in great distress at the thought that she would lose her son.",
"lg": "Enkuba yatonnye ekiro kya jjo."
} | {
"en": "The footballer has played for his current team for five years now.",
"lg": "Embeera eno eraga nti Kagame awulira nti gavumenti ye efuna okutiisibwatiisibwa buli kaseera."
} |
{
"en": "The king went to exile.",
"lg": "\"N'oggyeko ebikujjuko by'amatikkira, kampuni yeeyamye okwongera okuyamba enteekateeka z'obwakabaka.\""
} | {
"en": "It rained last night.",
"lg": "Abaagalana bangi ensangi zino beegatta nga tebannafumbiriganwa."
} | {
"en": "It is rare to find male beauticians.",
"lg": "Omuzannyi w'omupiira yaakazannyira ttiimu gy'alimu okumala emyaka etaano kaakano."
} |
{
"en": "What kind of boats do fishermen use for fishing?",
"lg": "Abavuzi tebalina kuvuga ndiima."
} | {
"en": "Many couples nowadays have sex before they are married.",
"lg": "Abantu bangi baakwatibwa obulwadde."
} | {
"en": "His mother contested for the position of a city mayor.",
"lg": "Kizibu okusanga omusajja akola ku by'okuwunda abantu."
} |
{
"en": "\"Beyond the coronation anniversary, the company pledged to continue supporting the Kingdom's initiatives.\"",
"lg": "Omukulembeze w'abayizi ku yunivasite alondebwa buli mwaka."
} | {
"en": "Many people are infected with the disease.",
"lg": "Gwe gwali omulundi gwe ogusooka okukuba mukyala we."
} | {
"en": "He lost his money in sports betting.",
"lg": "Nnyina yavuganya ku kifo ky'obwa mmeeya w'ekibuga."
} |
{
"en": "Drivers should not go over speed.",
"lg": "Omukulembeze mmisa yagikwatira mu kkanisa ey'oku muliraano."
} | {
"en": "It was his first time beating his wife.",
"lg": "Oluwummula olw'okusasulibwa oba olutali lwa kusasulibwa zirina okwawulibwa."
} | {
"en": "What tools are required to create an online class?",
"lg": "Yafiirwa ssente mu zaala w'eby'emizannyo."
} |
{
"en": "University guild presidents are elected every academic year.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Paid or unpaid leave should be justified.",
"lg": "Ebya Kadaga okukyalako ku ddundiro lya Museveni bireetedde Elly Karuhanga okutolotooma."
} | {
"en": "We are well prepared to host the guests.",
"lg": "Bintu ki ebyetaagisa okusobola okussaawo okusoma okw'oku yintaneeti?"
} |
{
"en": "The leader attended the mass in the neighboring church.",
"lg": "Akulira tiimu y'omupiira gw'ebigere eyo kyakulabirako eri banne."
} | {
"en": "Elly Karuhanga murmurs over Kadaga's trip to Museveni's ranch.",
"lg": "Abaana bakola ki ku ssomero?"
} | {
"en": "The budget committee members met last week at the district headquarters.",
"lg": "Tuli betegefu bulungi okwaniriza abagenyi."
} |
{
"en": "She was raised by her mother.",
"lg": "Ebitereke bye yabisiga mu bulunzi bwa nkoko."
} | {
"en": "What do children do at school?",
"lg": "Enkuba enyingi yatobezza ebyoya by'enkoko."
} | {
"en": "Close human contact should be avoided to stop the spread of the pandemic.",
"lg": "Ab'akakiiko k'embalirira baasisinkana wiiki ewedde ku kitebe kya disitulikiti."
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.